Abakulila amadiini bagenda bagonona mpolampola olwebigenderelwa byaabwe kati Abasomera mu kanisa bakugambye twagala ono omuwereza olwensonga zaabwe zebakuwa Naye nosigala nga obasibako omuntu gwebatagala ate nobulila enjili mbu muyige okusonyiwa 😂😂😂😂
Bbanja yafirira kanisa ki? Alyoke agobe omwawule? Yesu Ani gwe yagoba oba gweyawumuzza mbu akoze bubi? Abakristayo mutandiike kusabila Waka. Ago amakunganiro maffu.
I just love their solidarity
Mere ewooma yekolele church eyiye kasita alina endiga ezimukirizaamu 😊
Naye Banange ekanisa ya ba Protestant yo ever ya kwekalakasa. Big up Anglicans
😅😅😅mere ewoma bamukonyewo
Naye nga Mazinga lwaki wesiba webatakwagala
Wama mulemereko no.musumba wamwwe
waliwo omusumba akuluma nowulira enaku nanga ngatemuyina kyakola wama mulemezemu bajakakasa 😂😂😂😂
Ebye kkanisa bubeera buwereza omuntu àyinza nokumala week ne bamukyusa .mulekere awo okuwebula Ekkanisa.
Abakulila amadiini bagenda bagonona mpolampola olwebigenderelwa byaabwe kati Abasomera mu kanisa bakugambye twagala ono omuwereza olwensonga zaabwe zebakuwa Naye nosigala nga obasibako omuntu gwebatagala ate nobulila enjili mbu muyige okusonyiwa 😂😂😂😂
Catholic orders are the best
Naye abakulisitayo muyige okuwa ababatwala ekitibwa muyitiriza okweswaza 😂
Kitufu
Bbanja yafirira kanisa ki? Alyoke agobe omwawule? Yesu Ani gwe yagoba oba gweyawumuzza mbu akoze bubi? Abakristayo mutandiike kusabila Waka. Ago amakunganiro maffu.
Banadini tebakyayagala nkulakulana
Ekanisa mujesonyiiwe byona byanfuna .
Tebbagala akola bulungi
Bano siba kristu, wabula bakristayo
Buli atawagira museveni waakugobwa
Okuwereza katonda ffe ,tetwetaga bayivu mukuwereza enjiri wabula twagala katonda
Batware amalala gabwe Rev who is spreading the gospel now come as day he is n’ont educated......
Ebyobufuzi nabyo bituse mu chach?
Obuzibu bamanyila okulya sente zama church kati tebagala atambulila kumazima
Kyoyogedde kikulu, abo bolabba bogera balina kyebabadde bafunnamu...olumu kulya sente
Ñaye mukimanye nti temusaba muntu musaba Katonda era mukirize abatumebe babaretera okubawa ekigambokye.