Timo and mutesi gababugumye😂😂😂😂😂😂😂😂kyemuba mumanya nti maama wabo abaana asabila abaana be babeela mumirembe abakingilize abalabe kati mujja kiwulira kuba bajjakubimanya musaga mwe mulinde jebinagwera😂😂😂😂😂
Naye Timo and mutesi never disappoint 😂😂😂😂😂😂who is feeling mercy for Allen sorry 😢😢😢😢😢😢😢😢😢l feel sorry for mulangila Bambi yatomera ebikazi mukama aluwe omukyala anakitegeera 🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣
So ntege prays so hard to remain with job and take care of his family while maama mumbejja also prays for her daughter's marriage.naye ensi eno .i put my self in God's shoes . among two who can you grant success
Both kuba Ntege oli mum we munange ate ne Ntege takimanyi kyakola nti omuntu gwaliko alina bwamuyita. Ne Mum Ndagire naye asabira mwana we fena katonda atwagala teri mulungi na mubi mu maaso ga katonda kisinzira kunsabayo na nakwewayo kwo wamu nobukiriza jali
Me i always comment after watching it 😂😂😂😂😂but without likes 😢😢😢😢oba it's because am always late 😢😢😢😢😢😢thx u God for kimire to know Allen's behaviors before he introduces her to his Mum🙏🙏🙏
No dear it wasn't her thing just tht so called sister of her made her or trun her into then later she stopped the business coz how many times did Ruth tried her to come back but she refused
Mutese and Timo plz do your own businesses leave Ndagire and kazooba but direct wa customer care thank you so much for Abe saudi Arabia tusimabwogeraaaa❤❤❤❤
I had my Mula who was like muteesi,by then she was at the compass now she was impregnated by married man en damped her . God punished her directly .omuwala yakabya amazi😢
Naye Allen😂😂mazima ddala newooba wakusonyiwa muntu according kubiva mu Allen banange osobola omusonyuwa?😂😂 Kimera abakazi abatandika ne "' A'" besonyiwe😂😂😂
There is a clip l saw on Internet of pastor bugembe where he said "l love bobi naye ne Museven mwagala" Then the commenter said tasobola kwagalanyo mukama atenga ne sitani omwagala 😂😂😂now it Allen byona abyagala
Oba ompa likes oba tompa gwe kyoba OMANYA tuli balamu lwakisa kyamukama just know Jesus Christ is coming very soon it's better u to repent all your sins today and accept Jesus Christ as your personal Lord and Savior
Kinkwasizza enaku bambi naye tulabe film wabula bamuweyo sec chance ensobi zibaawo naye alimu ku mpisa ate amuwadde ku mirembe wakiri talinga oli Angella akuba ne bazadde be
Naye mwe Mr. Kimera killed me with his conversation with Nakimera naye kumbuukuuli kwenkomye nenzilika😂😂😂😂😂😂. Allen wamma akayaga kaveeko baby😢. Angella will regret very soon
Banange some likes for Kimera to tell Timo the truth ave to Ndagire beautiful lady wa Kazooba bambi
Mbu lya mele yo mumyakà josigazayo okute.
Okitagere dia
Mbu lya emeleyo okutte kumyaka josigazizayo
❤️❤️❤️
Who else supports kimera to give Allen another chance 😊
Maama Angella is a true definition of omuntu omukulu omukuba oluyi lumu ebilwade byona nebituka
😂😂😂😂
Naye baana mwe😂😂😂😂😂😂😂😂😂
😂😂😂era but y wud u beat ur mum
😂😂😂
😂😂😂naye mukama
From January up to now we're still breathing because of his mercy & grace upon us amen 🙏🙏♥️♥️
Amen❤
Alhamdulillah ya ALLAH for the gift of life 🙏
Amen
Amen
"Ku mwami njaaye ne mwami Kimera londakko omu" in Kimera's voice 😹😹😹😹😹😹😹😹😹
Hahaha 😂😂😂😅😅
😂😂musajja wattu😂😂😂😂
😅😅😅I feel sorry for Allen Bambi she deserves 2nd chance
Bambi Allen amanyi nokwetonda bambi😢😢
@@VIOLANAMUDDU-rh2xkyetonda kuba mission tenaguka dear naye oyo talina budde kwetonda
Am here to support pakka kuwulira bubi ,mutesi ne Timo live Ndagire alone, team Ndagire gather paka last
Mutes live ur mula to enjoy his marriage
Big bro Omulangira Kimera protecting his siblings 🎉🎉🎉.wabula auncle Angella omusajja wali wamusiba nobwongo..
Nze ndowooza edagala lya tanansi lyakola okuva tanansi bweyalimutega yadamu kumagezi
@@NABBOSAELRONE-in3lxTanansi nalaba comment eno tuba tufudde 😂😂😂😂ayinza okwogera nawana emindi ne ba jaaja be abe Gomba 😂😂😂😂
The way Kimera said mbu tatawo yeyakulekela enjaga 😂😂😂😂😂
😂😂😂😂
Kano kanzise😂😂😂😂😂😂😂
😂😂😂😂
😂😂😂😂😂😂
Ari funny nyo
😂😂 Timo ne muteesi gababugumye mujja kiwulira
Twabagudemu 😂😂😂😂
twabatengende🤔😃😃😃
Ate nze njagala kibatulemu
Bajakiwulira😅😅😅
🤣🤣🤣🤣🤣🤣
I love my hajji naye ne wine 🍷 naye mwagala nyooo i can understand Allen ❤❤❤❤❤
😂😂😂😂
😂😂😂😂
Even me 😂😂😂
Kyogeleko mwana Allen yandiba mutuufu, ka namulabye nkagala atte ne hajji mwagala....,... 🤣😅😅😅
Naye mwe 🤣🤣🤣
Allen must be awarded best actor in this series 😂😂😂
😂😂😂😂😂I know
Also tanansi ❤️❤️
😂😂😂ekyo kunywa enjaga sikyangu
Mutijja
Waaaaaaaaa ate Hope 😂😂😂😂😂
Tosobola kwagala katonda nga ne sitani omwagala in pastor Bugembe's voice 😂
Violence 😂😂😂
Oyo na ye, ne degree bagimukeko😂
Esala ya mama Kimera elwanagana nemitima emibi ja mutesi ne Timothy 😂gababugumye😂😂😂
Timo and mutesi gababugumye😂😂😂😂😂😂😂😂kyemuba mumanya nti maama wabo abaana asabila abaana be babeela mumirembe abakingilize abalabe kati mujja kiwulira kuba bajjakubimanya musaga mwe mulinde jebinagwera😂😂😂😂😂
Okitegera banange tusabirenga abaana baffe 🙏🙏🙏
Okitegera banange esaala terimba
Buli byebakola bibasale 😏😏😏
Essaala y'omuzadde ggwe tojjizanyissa
ffetubalaba🙄🙄😅😅😅
Mulangira Guma taata bijja kuterere inshallah
Bwogabye kale katulide tulabe
🙏🙏🙏
Timo tolina bwenkanya bwononya, omukazi muleke amuvinge on, but kimera Allen muweeyo another chance Bambi, big up ba hustlers banange
Nzengamba Timo ne Mutesi deal esawa yona mugakaba👌
Kituffu
Team Ndagire ne kazooba gather Timo ne mutesi muja kufila mufilm
Naye Timo and mutesi never disappoint 😂😂😂😂😂😂who is feeling mercy for Allen sorry 😢😢😢😢😢😢😢😢😢l feel sorry for mulangila Bambi yatomera ebikazi mukama aluwe omukyala anakitegeera 🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣
Mubufuzze Timo ne mwanyina tebakola banonna makka ga Ndagire
Era nagwo mulinu😂😂😂😂era ogwo gwabwe hw a mutwe😂😂
If Allen wasn't on a mission could feel mercy for her coz enjaga nyangu okuvaako naye obuzibu she doesn't love mulangira 😢😢
Nange kyegamba,amugobe kubanga yanja ayina mission yakumumbako byabugaga.
True but she wants netege too.
She won't win
She needs to be advised
nedda dear ffe always tuyiga buyizi okwagala
Who else laughed after Allen saying mbu mwembi mbagala😂
😂😂😂😂
Me
Team mulangira kugenda mukigo abeere father gather 😅
🤣🤣🤣🤣🤣
Yandiba nga father Lucian 😂😂
Yandiba nga father Lucian 😂😂
@@KanyesigyeJackline 🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣
Olemw 🤣🤣🤣🤣
Who else enjoying mulagira and Timo 😂😂😂😂nayee Mogole Allan soon ended in tears😂😂😂😂😂
So ntege prays so hard to remain with job and take care of his family while maama mumbejja also prays for her daughter's marriage.naye ensi eno .i put my self in God's shoes . among two who can you grant success
Amen
Mwan gwe
Mum ndagire
@@NakyondwaJanetritah but mama ntege will die cos per now he s one helping since he got the kamoni
Both kuba Ntege oli mum we munange ate ne Ntege takimanyi kyakola nti omuntu gwaliko alina bwamuyita. Ne Mum Ndagire naye asabira mwana we fena katonda atwagala teri mulungi na mubi mu maaso ga katonda kisinzira kunsabayo na nakwewayo kwo wamu nobukiriza jali
@@namutebifatumah8731 buh remember he had to grant one success and another one failure.
Allen tosobora kwagaranyo mukama nga nekibi okyagara 😃😃😃😃😃🤣😂
Mama Angela ali mukusasulila dogo lye😮😅😅😅
True, omukazi nobulongo
Walai
Adogo yalisobwa
Kituufu
😂😂😂😂😂😂😂
Having a caring bro like kimera is also a blessing 🙌 😊
Me i always comment after watching it 😂😂😂😂😂but without likes 😢😢😢😢oba it's because am always late 😢😢😢😢😢😢thx u God for kimire to know Allen's behaviors before he introduces her to his Mum🙏🙏🙏
😂😂😂enjaga yo yajitegede naye tanamanya nti Alina omusajja omulala
Even if newoba okede ngatebakuwe likes nte bakuwa
Okitegeera ekintu ekyo 😢
We still breathing because of your mercy and grace thank u lord❤❤❤❤❤❤
Am blessed and highly favored ❤❤❤. Hallelujah hallelujah ✋🙏🙏🙏🙏
Amen 🙏🙏🙏 thank you lord
Church please
Leero nkedde some likes ba dear and we thank Allah for the gift of life alhamudulira
Ekisoka tolina kyamakulu kyogambe mbu tulyoke tukuwe zi likes ekilala, soka ogende mu church and say your gift of life
Alihamudurillah ❤❤
Nkulabye😮😮
Alhamdulillah
@@BUZARWAPANKSIAS😂😂😂😂
Now Timo & Mutesi mugeda kubuna obufofofo naye ebuba ligenda kozesa bano ensobi😂😂, Naye omwana Allen aaaahhh ombu enjaga yemwami wange owokubiri😅😅😅
Nyoo
Alimba ngalina basatu.
Hallelujah praise God guys we thank God for the gift of life and protection thank you Lord thank you Jesus Christ for our livings
Nakimera's conversation with kimera is so advising some likes for her bambi ❤❤❤
Oooooh badde mannyi yenze asoose naye wabula kale kasita am no.9❤
Kitufu mokwano ❤❤❤
BAMBI Allen Wange enjaga egenda kulemesa obufumbo 😂😂😂 kyokka obadde watuuka jolagga Hope owenuggu agenda kweyaggala
Enjaga njagala ate nawe nkwagala in Allen's voice 😂😂😂😂nze wama njagala sente ne'simu yange mwami wange wakubiri in Allenvoice 😂😂😂😂
Aleni nandimuwolereza naye ekibi yaga,mba azekuba
The way kimera looks at Allen it means gwe yasama 😂😂😂😂😂
😂😂😂😂😂 mbu taata wo yaffa nakulekera enjaga?
Naye banange 😂😂😂😂
😂😂😂😂
Timo oyina okwejjusa okuleka suzie coz gwe wamuvilako okwetuda nokukyuka
Waaaa, all of them have issues . Do not blame one
Tosobola Kwagala nyo yesu nga kibi okyagala
Light and darkness shall never meet
😂😂😂😂😂onjukiza bugembe
Kyova olaaba Allen Alina okulindaako😂😂
Njakulemera nkusonga,no weapon against Kazoba and Ndagire shall prosper 🙏 🙌
Angale maama nanfa ojja kuwulira emungo ojja kunonya bakukuna bana okuyaba nga tobaraba
MOVIE CHANGE PEOPLE BUT PEOPLE CHANGE WORLD TEAM ETAALA LYE KAMPALA GATHER HERE😂😂😂😂 AM ENJOYING THE MOVIE
Kimera just go and look for Suzie ensi ya love esobole okuwomera kuba takyaliko na police Yona.
Okitegra
Era naye yetunda
Twamukoowa oyo nabakukuna
No dear it wasn't her thing just tht so called sister of her made her or trun her into then later she stopped the business coz how many times did Ruth tried her to come back but she refused
@@Iryn2577 buh I know she left that job
Mutese and Timo plz do your own businesses leave Ndagire and kazooba but direct wa customer care thank you so much for Abe saudi Arabia tusimabwogeraaaa❤❤❤❤
Allen teli second chance team no kusonyiwa muyaga na Malaya let us gather
❤❤
I feel sorry for mulangira Bambi yatomera ebikazi 😢😢😢😢😢😢Mukama akuwe omukyala anakutegeera Bambi 😂😂😂😂😂
Kale simusasila kuba engeli jayisizamu bana bawala ku kibakya kyino.
@@namusobyaolivia5077okitegera ekintu ekyo I remember him in climax hoooo
@@namusobyaolivia5077 🤔🤣🤣🤣🤣
Naye Kimera kakifiringeko Mukano kafirimu
Ngazanye bakazi muzifirimu...
Ngabakabiiza...
Ngabamenye mitima...
Embweyo...
Ka pressure kakawulire
@@namatovujulliet7176 naye banange 😄🤣🤣🤣
Bobi Wine yabagamba enjaga mujigendeko mpola nnyo naye nga temubiwulira 😂😂😂
😂😂😂😂
😂😂naye bweyaginyanga natugamba nti yee prezendent 😂😂bwomugwako ate natugamba tusabire prezendent waffe m7😂😂😂😂enjaga mbinyooooo
@@COMMENT-e3x naye mwana ggwe 😂😂😂😂
Bawulira nkuudi 😂😂😂
Babiwulira
Kano kangudde mungalo team 2025 gather tupackinge🕺🕺🕺🕺
For sure tumpakinge
Temukereye?
Nguma 😢 team next month 🕺🕺🕺
Hahaha tewesudiya mujira mulindaki
Waaaaa tulindeko kuba tuyina okwongeramu
Mbu enjaga mwami wange wakubili😂😂😂😂😅😅 mbu taata woo weyafa nakulekera enjaga😢😢 🙄🙄naye😂😂🤣🤣🤣 thanks guys 💃💃
Naye banange 😂😂
Alhamdulillah for the gift of life yeah Allah 🙏🙏🙏🙏gwe Timo ne mutesi plan zamwe soon ending in tears😢😂😂
If you truly love her ,give her a chance, and get ways of helping him
True Bambi
Bambi sorry mkn for give
She has a mission in that house. No forgiving her . Angende ewantege wee
U people are forgetting that she loves ntege not kimera, though I prefer her to angela
Timo is a true definition of omusajja omukulu kwebuza magezi🙄🙄🙄any thanks guys 🙏
This season Nakimera is good advise between kimera and Ndagire ❤
The other season yali kizibu to mr kibirige and everyone
Team customer care gather, kimera Bambi Allen muweyo second chase , thank you for uploading ❤❤❤
Needa dear 😢 b'se she's addicted
Kituufu nnyoooo
Second chance biki nga okimanyi ewa Kimera ayagalayo ssente alina ntege we☹
Teri second chance 😂
People can change kimera Allen muweeyo another chance ngabwomwetegeleza waddilamu ngatugoba
Kyoka Timo osesa mbu ndimuntu mukulu byenkola byakisiru😂😂🤣🤣🤣
Naye akyimanyi😂😂😂😂
Already Allen alinayo omusajja omulala Ntege, naye alimba mbu talinaayo musajja mulala okujjako enjaga😂😂😂
Banange Ntege oba Nelly
Kano akawala ka fatia nga kalungi ❤
Enakuzino kambala akabiina😂😂😂😂😂
@@COMMENT-e3xnze mbiteggede Omwana enaku zino ayamera akabiina😅😅
😅😅😂😂naye banange mulingiliza😂😂@@COMMENT-e3x
@@COMMENT-e3xnaye😂😂😂😂😂
Nyo bambi
Gwenobwoberagwe allen osobola okumusonyi nga naye yaja kuba kimera yagamba mbuye musota kitegeza naye talimu mulamwa kimera tomusonyiwa
God's plan for your life is not dependent on your circumstances, your doubts, or even your feelings - His plan is so much bigger than those things.
Ate maama wamwe bwamala okusikamu , gwe kintege nawe bakusibe ovundire mukomera😂😂😂 kulwa ndagire amen 😂😂😂😂
Bambi Allen bamusonyiwe , ka secong chance 😂😂😂😂😂😂
Waaaa😂 alina ne ntege
Have never seen Allen this humble 😂😂😂and the voice as if she wants to cry 😢 😭 😂😂😂mbu enjaga njagala nawe nkwagala 😂😂
😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Anti enjag yamuwedeko😂😂
Muteesi fumbirwako vva mumaka gamugandawo gasiya 😏😏😏
I had my Mula who was like muteesi,by then she was at the compass now she was impregnated by married man en damped her . God punished her directly .omuwala yakabya amazi😢
@@BlessingsNasasira banange webatyo webasana osasulwa bagenda nebakijanya banaabwe as if bo sibakazi
God's is above everything en he keeps on watching everyone's doings coz he's the one created us. Omanyi balowooza bakitalo nyo
Naye Fatia lujja ne Namatta Asha bo tebazanyangako ngabafumbo ever babeera baana😮😮 may be babanyoma lwa size😂😂😂😂
Leka kulimba ate daisy wa jelly😂
Praise the Lord.Thanks Trust films we appreciates ❤❤
Naye bambi Allen bamusonyiwe coz she a good woman in her normal days good plan for nakimera take her to the rehurb hospital
Bamusonyiwe bambi
she is on a mission of kuba byabugaga dont 4get
For God and my country Uganda🇺🇬 🖤💛❤
Kudos to us who watch while reading comments🎉🎉🎉🎉
Kimera nawe kokiwulilemu nga nawe obade otagaza abakazi Ne Allen kakujojobye .wamukabya nyoooo mu buzanyo obulala
Bulijjo omuterese naawe 😂😂
Okitegera ekintu ekyo mu climax 😂😂
😂😂😂😂
Timo ne mutesi mugenda kufira mufilm yamwe,temuja kusobora kazooba ne ndagire twabagundemu.
Kubanga love erina amanyi mango nyo okusinga ekilala
Naye Allen😂😂mazima ddala newooba wakusonyiwa muntu according kubiva mu Allen banange osobola omusonyuwa?😂😂 Kimera abakazi abatandika ne "' A'" besonyiwe😂😂😂
Agende ku ba letter ki nnyabo😂😂😂😂
Enjaga ekyamuliko😂😂😂
Adile suzie 😂😂😂
Nange ntuse mubitibwa mukulikeyo mukapila costumer care ne Nsobedwa
MUTESI NE TIMO MUGENDA KWEKUBA JE NZE MBABURIRA OKUSIRIKA TEBUBA BUTAMANYA 😢😢😢😢KIMERA NINZE OZAKO KI KU ANGELLA KUBA😢😢😢
There is a clip l saw on Internet of pastor bugembe where he said "l love bobi naye ne Museven mwagala"
Then the commenter said tasobola kwagalanyo mukama atenga ne sitani omwagala 😂😂😂now it Allen byona abyagala
Omuyaye yakomekereza comment eyo ne kigambo mbizzi gwe 😂
Team suzzie kimera tuweyo chance😊😊
Kimera tabiwulila😢😂
Nenda
Who said so
Hahaha 🤣🤣🤣
I will never support kimera and Suzie to be together
I wish ndagire to go and meet ndege so that kimera and kazooba can arrest him to get the invidence 😊
Evidence 😊
Ate Kimera knows Ntege very well,anti Ntege muko wa Kimera Ku Angela
Mazima ❤
Mbutuffu
Yo right
Mwe abagamba kimera awe allen second chance mujukiremu nti allen tayagala kimera eraamwendako😢😢😢😢
😂😂😂😂 nkwagala nenjaga nkwagala in Allen's voice wanna tem ndagire tweyagale🎉🎉🎉
Yeffe yeffe aba commentinga nova nemukulaba akazannyo nodda mukulingiza ani alikinze aba acommentinze ku comment yo😂😂😂
😂😂😂😂
@@kafeeroerias that's why am likodingi Kati naawe obwedda nkulinze😂😂
Owede😂😂😂😂
😂😂😂😂
Timo ne Mutesi akaliro mukawulira 😂😂 ffe ba team Kazooba and Ndagire mukama aturwanira 🙏 🙏
Alhamudullillah Ya Allah for the gift of life and protection 🙏....
Allen no second chase for you tumanyi oli ku mission not in love with Kimera 😂😂😂
Kimera togoba mukazi oyo, Abantu ttetuuri batukkiliivu Ate ttusoboora okukyuka orwembeera gyetubaamu Olwa love yo Asoboora okukyuuka🙏🙏🙏
Mulangira kale singa wakwana ku mikwano.ja Ndagire abali ku mukolo
Omu ku bbo yali mukukuna 😢
@@kizitomaria823gamba maza faza dayi🤔🤔
Enjaga mwami wange wakubiri ate nawe nkwagala in Allen's voice, Kimera sonyiwa Allen bambi ki nnyabo
Asalam aleikum warahumatullahi wabarakatuh bambi aboluganda bita kati laba mama Luwi asuze atude ku ccta we bambi 😢😢 bambi Allen ngolabye nomwami njaga nze mbade nsaba jesonyuwe mpola mpola osigaze mwami Kimera yeka😅😅😅
Walaiku musalamu warahmatulahi wabarakatuhu ❤
Timo muswadde ,kazooba husband material twamalayo ffeba team Ndagire 😊😊😊😊
Abo tebaja tusobora
Gwe baleke berijje ffe twaparkinga😊😊😊
No one is talking about Anita she is a good actor i really like her😊
She is good ka mama
Kimers dont dare forgive allen
Sitan talokola😂😂😂 go for suzie
Nawe muleke amusonyiwe❤
Nze ngamba amusonyiwe kuba abadde amuyissa bulunji ate nga amuwadde emirembe
Amusonyiwe Kuba ate sikilunji Suzie kufumba wa Kimera nga Ate Suzie Alina oluganda ku Angella
@@NamaleSarahseraOkumusonyiwa kwandibade awo naye ate era mwenzi Alina omusajja omulala singa tabadde na musajja mulala enjaga asobola okijivako singa baba bamufudeko nebamujja kumikwano gyalina kuba tebalina magezi
Bambi amusonyiwe kuba me Suzie naye sitani at least tusigala nowenjaye naye Suzie naye yelyamu werabide?😂😂😂
Oba ompa likes oba tompa gwe kyoba OMANYA tuli balamu lwakisa kyamukama just know Jesus Christ is coming very soon it's better u to repent all your sins today and accept Jesus Christ as your personal Lord and Savior
Amen
He's coming soon from where jewamutuma nyabo? 😏😏😏@@katuhameloyce
Hahaha
But wen is Jesus Christ coming back anyway Amen 🙏🙏
Wewawo ekisa kitumale
Bambi kimela forgive kibanda because she can change can't you see our president Kyagulanyi changed
😂😂😂😂😂
😂😂😂😂😂
but our presido his love is pure but allen just needs money frm kimera she loves ntege😢
She's been given a nother chance
We appreciate ❤❤❤team Aromatic family ❤❤❤thanks for uploading ❤
Bambi kimera nsaba Allen omuweyo omukisa omulala ajakuterera 🧎♀️
Timo oli mukulu naye toyiina magezi😂😂😂
😂😂😂😂
Ku mwami njaga ne mwami kimere londako omu😂😂😂😂😂in kimera's voice 😂😂😂
Akayaga kaayamuse kati saawa yakwetoonda naye osuubira banakusonyiwa ddala
Nze ngamba sitaani okukulembere elyaari ettala lyekàmpala😂😂😂😂😂😂
Who is feeling mercy for Allen 😢😢😢
Avve nku njagga
Enetondaye ebuzzemu
Me I don't feel pity for her
Kinkwasizza enaku bambi naye tulabe film wabula bamuweyo sec chance ensobi zibaawo naye alimu ku mpisa ate amuwadde ku mirembe wakiri talinga oli Angella akuba ne bazadde be
Mercy when she wants to steal his property 😢
Naye mwe Mr. Kimera killed me with his conversation with Nakimera naye kumbuukuuli kwenkomye nenzilika😂😂😂😂😂😂. Allen wamma akayaga kaveeko baby😢. Angella will regret very soon
Oyo Allen muyaye ayagara sente nga bwawa smart lukebe
Kimela amugobe
Kale singa manyi Ndagire waali nandimubuulidde amwononera amaka yiiii Mulamu fumbirwaako in stecia's voice
Ehh am number 225 after 25mins, buh mulangira just do one thing goba abantu bonna tugenda kufunira omukyala eyatuzibwa