Naye mwannyinaze omanyi! Ojje otandikewo project "Two-million-Trees", ey'okusimba emiti obukadde bubiri mu National Parks za Uganda nazo zifuuke ebibira! Wano e Fiji waliwo NGO jendimu as a member, in one year, twakasimba endokwa/emiti millions 2 okusobola okulwaanyisa climate change. Ako kalowoozo.
Beautiful
We should go for another trip sis 🤪
Salla omulwennyanja (tourist), kajjambo nnyo wattu. Siyimiridde, tunanyumya madda, anti ekyeeyo kindi busy.
PS: webale nnyo ogw'akasomero kaffe. Nakalaba, mwannyinaze Brenda lweyakukyaalirako.
Wewaawo, mwannyina omulungi.
Bali batya batabani bange.
Tujeyanzizza nnyo vidiyo yaffe eya leero: naffe tulisizza ku maaso.
Winston Churchill yali mutuufu nnyo okubaza nnyaffe Uganda: the Pearl of Africa.
Kannyongere okukowoola Jjajja Nabuzaana ayongere okukubunduggulako emikisa, kamaala.
Akuume.
Akuume mukwano 🙏🙏🙏🙏🙏
Haaaaaa totukubye nnyo????😀👍👍👍👍
🤣🤣🤣 neda mpola mpola
Anti bagamba nti: "akuba owuwe, engalo akuba awumba" !
Tugendere awo.
Webale kuwagira mwanyinaze Brenda.
Akuume, Liiso-Ddene atakuumira mpeera.
Naye mwannyinaze omanyi! Ojje otandikewo project "Two-million-Trees", ey'okusimba emiti obukadde bubiri mu National Parks za Uganda nazo zifuuke ebibira! Wano e Fiji waliwo NGO jendimu as a member, in one year, twakasimba endokwa/emiti millions 2 okusobola okulwaanyisa climate change.
Ako kalowoozo.
This is a brilliant idea mwanyina omurungyi!!!! Let me think about this mazima!!! Thank you