Amazima gari nnti we thought there's no law that regulates vulgar music....but now since we've known its there....Wow🎉🎉🎉🎉🎉 Am one of those happy banange 😂😂😂😂😂😂 eehh cz when u listen to all upcoming artists from the Ghetto...99% is vulgar words n music ela kyeekyo ekisudde Hozambe...tulimujjukila nga one hit wonder artist...cz when u listen to his other songs u wonder
Bambi katikiro muddiremu pazo yemenye🧎🧜🙏
Nice boy, webale okwetowaza,
Mulekele awo okuwemula. Obyokuyimbako binji. All stars have good and educative songs
Webale nyo webalire dala pazo okwemenya mukwano ❤❤❤❤
Ekyo kyewabande olina okola big up oli mwana wa nambi🤏🤏🤏
Katikiro asonyiwe bambi ffena tunonya kawogo pazo banuleke atusanyuse . Nanyanzi nsinzila Saudi Arabia naye nga nsibuuka mubuddu.
Bambi lii pazo bamusonyiwe
Oba wetonze oba tewetonze twakowa obuseegu 😮
Amazima gari nnti we thought there's no law that regulates vulgar music....but now since we've known its there....Wow🎉🎉🎉🎉🎉 Am one of those happy banange 😂😂😂😂😂😂 eehh cz when u listen to all upcoming artists from the Ghetto...99% is vulgar words n music ela kyeekyo ekisudde Hozambe...tulimujjukila nga one hit wonder artist...cz when u listen to his other songs u wonder
Bambi ka taata 🥺🙏 big up 💓
Yimba ebiri educative tubakooye
Webale nyooo boss kyokoze kyakabi boss
Bambi ka ssebo ketonze 🙏🙏😛
Perfect brain
Tuvuga reverse oba tugenda mumaaso (paul Kafero)
Okutegela n'okumanya bintu byankiizzo nyo.
atakulabye osamuka enjaga jjo....😂😂😂😂next time never talk while angry..... obadde oyokezza Boi😂😂😂😂
Ekikulu kyabyonna yetonde.
Wama lil pazo webale kujjabate webale webale kubera bamikwano ejjisobila okukubereramu bambi Frank ntambi ne Hashim mwebale nyo katonda abadizewo. Nanyanzi nsinzila Saudi Arabia.
Ngunsinze aliwa bitono kyokoze kirunji
Lekera awo oluyimba ebyekisiru, kirungi okwetonda nomanya onsoobi yo notagyidama, yimba ebitegeera tetukulinaako tabu
Otandise okutegeera, babikwaata mpora
Bweyegonza oyinza ogamba tasabuka mugambo.
gwe ks lily pazo oli kasiru nyo
Okoze bulunji ssebo
Lekerawo okuwemulira mu nnyimba
Naye amalala okyayogeza manji. Tukusuubira kwetondera Buganda bwonna kutuwemulira Baana baffe.
Ekyo kyekitufu kyemulina okola so sikuvuma
Naye muyimbe ebintu ebyamakulu ffe twakoowa kasasiro oyo gwemuyimba agayimba tegayiina makulu gemuyimba
Bakube pazo
Gravity aliwa? Ayitewo wano......
Let them leave those 2 boys because can phina tell us the meaning of fundukululu
awonno gwe oli mugezi... yoogayoga
Webarekusituka nokumanyaesobi
Oli mutufu nyo mubigambo byo tebyalimuko erinya lya katikilo
Ate lwaki wabadde wereega ng'obukamula kkwete?
Nga yekaabya obuziga bwa goonya😂😂
Musosola, lwaki wabbuyu za kako ye temumwambaziza ekanzu nanyonyola mayega what is omunio?
Why?
Bambi
Haaahaa 😂😂😂
Bambi ka ssebo ketonze🙏😛