Thanks so much for that Atte okuloota nga mbade ntambula nensanga omuwala neyeyanjula mwetegereze obwerere bwe nangamba mbu ye mukyala wange omutuufu nga bwangamba totunulako ewalala wona oluvanyuma girlfriend bwajja nomugamba sooka ondeke netegereze Ono Ani agamba mbu ye mukyala wange omutuufu... Nga simumanyi nga. Mupya mu kifaananyi nga Alina erinya eryefanizaako nga Dyan oba tyan
Nekirala burijjo mbade ndoota nga wemba ndina wendangae situka MBA mbula ekubbo naye lumu naroota nga nera ekubbo limbuzeko nembuza nebandagirila nendabawo Burungi nyo nayera wamama newambura kati omukyala yaja nambuza nti oyagara kugendawa nemugamba nti Nagendra wa uncle Dan namala nambuza nti naye obuzibubwo buliwa nemugamba nti burirwenjagala ogenda ewa uncle Dan ewaka wambura nnanturila nagamba nti oooo ati ntegede nagamba nti kati yesawa otuke jyolaga nawanda amalusu kungaloze nansiga kukyenyi kyange musawo kitegeza ki
Mi nalonse nga azeyo ewaka naye nga jaaja eyafa ayina omusajja anegonmba ate nga ndilubuto naye nga simanyi era nga agamba nti ngenda nabe edagala era nenaba kyo kitegeza 6:34 ki
Oli otya eyo Nyabo, jeebaleko, I hope everything is going great & the family also! Nze mbuuza, Okuloota nga bakusazeko enviiri kumutwe, bakusaze ebigooli, kitegeeza ki?
Nengugumuka nensaba nenzirawo nenebakka era nenziramu nendoota nga ndi wagulu,ebwa nga eri wansi nga enkomba mubukyala bwange nnaye nga njiraba bulungi nesikka nobufuli bwange nga bwekomba nengugumuka
Thanks so much musawo mercy ,big love .I have this problem of dreaming wen am sleeping with some one but I have tried to get help from plan B but still it comes back.
Hello musawo nze naloota nga ndabaa omukyala nga alibutee nga asitudde nomwana nayee nga atudde wakati mumalaaro side ne side nga munyivu nyooo nze kwekugamba driver akyukee nayee bonaa baafa okujjako nze nzekaa ate nenkuba yatonyaa
How are you my dear musaho macy,, ntela nyo okuroota abantu nga barwana bakuba omuntu mpaka nga fudde atye ffe netuduka,,, bambi mukwano ekyo kitegezaki
Musawo mukwano nyamba luri mukusooka maroota nga ndi mukatale ngula ngoye naye nga nunji nnyo nakiroota 30 kati ndoota bazingulira nga nunji bambi naye zino ezabulijjo oba kitegeezaki nsobedwa
Musawo mcy webale naye nze tela NYO okuloto emisota eminence atenga zitude emitwetwe ngela zitisa mukusoka nalota ejine esajja nga likozesa era nga ne bawange nga Arabia ara ngawaseka ebisera ebyo twali nga tetukwatagana ara nga yandeka okumala abanga lyamwaka ena ara nenvayo nefuna omusajja omulala naye omusajja atusindikila amisota kasikonda nebintu ebilala binji koletya
Okulota nga abantu abakazi ne abasajja bakusanzi nga oyonona obutonde,nobekalizamu noduka paka mulugudo oluda ewamwe nga lunene wabula olugudo olwo noluvamu noda mukumbo edaala na lyo nga denne,nefuna emootoka etwala ko ,kitegeza ki?
Musawo nze di saudi Arabia nakalota emilundi esatu nga abasaja bankozesa ate nga ekyiloto ngakyidingana x3 enaku satu nsaba kunyamba kyoka ndi kyeyo ndagilila edagalandijewa
Thanks musawa mercy
Nze naloota nga maama anogga enyanya naye nga zengedeyo omusajja naava kukasozi namulumisa embwa ,nze nenyumbesa nyo omusajja olwokulumisa maama wange ebwa era nemugamba nti kwata mubukyalabwo osigewo
naye teyanyega natambula ngabwayinya omutwe kyoka maama yaffe dda
MUSAWO MERCY Nkulamusiza bambi ku ticktock oberayo i need you dear
musawo naloose ngabasilikale batugoba nga tuli banji naye wabaddewo abasilikale babiri abanfunziza omu nantunuzaamu emundu nemwegayirira ansonyiwe mumaziga amanji naye bambi nansonyiwa nandagira nziluke mbule kitegeezaaki ekyo musawo..katonda akutukumire coz dis is the only channel we trust..God bless you
Thanks.okuroota nga enkuba ekukuba
Kawuula(spiritual husband or wife,ava ku ngeri nyinji ,waliwo owekika ,owobwenzi,owebirowoozo ,no'muloge,nowafamire.byona yesu abisobola
Thnx alot musawo. Naloota nga amanyo gona
Thanks so much for that
Atte okuloota nga mbade ntambula nensanga omuwala neyeyanjula mwetegereze obwerere bwe nangamba mbu ye mukyala wange omutuufu nga bwangamba totunulako ewalala wona oluvanyuma girlfriend bwajja nomugamba sooka ondeke netegereze Ono Ani agamba mbu ye mukyala wange omutuufu... Nga simumanyi nga. Mupya mu kifaananyi nga Alina erinya eryefanizaako nga Dyan oba tyan
maybe some evil spirits trying to attract you
Please musawo nsaba ku number yoo bambi nyamba but am dying mukwano byona biri kunze
Thank u musawo mercy. Nyamba ondagirileko wensobola okugenda neyambeko. Ndibubi maama
Yesu Kristu ye #Answer muganda wange
Thanks musawo Mercy ,your interpretations help me alot and especially this video God bless you.let me continue praying
thanks dear
musawo mercy I love you mammy
mammy embarabe zinemedeko nkorentya
Am so happy to be here my musawo kitegeza ki okulota amatoke amabisi
Banange temuwakana byatugamba jabiri
Banange bulijjo simanyi nti okuloota nga oyomba ne maamawo bibeera bizibu,kyokka nga tuli bungi in a normal way
Ameen musawo mercy
Nekirala burijjo mbade ndoota nga wemba ndina wendangae situka MBA mbula ekubbo naye lumu naroota nga nera ekubbo limbuzeko nembuza nebandagirila nendabawo Burungi nyo nayera wamama newambura kati omukyala yaja nambuza nti oyagara kugendawa nemugamba nti Nagendra wa uncle Dan namala nambuza nti naye obuzibubwo buliwa nemugamba nti burirwenjagala ogenda ewa uncle Dan ewaka wambura nnanturila nagamba nti oooo ati ntegede nagamba nti kati yesawa otuke jyolaga nawanda amalusu kungaloze nansiga kukyenyi kyange musawo kitegeza ki
Mukwano nze ndoota nva kusomero ate olumu nga ndi wabweru wesomero
Webare nyo musawo Macy god bless you
Okuloota nga ofumba entama yakubumba ate notagilyako
Babababulirira omwana wabwobwe nga owomunsku amatu okunkumula
Hello musawo Marcy nyamba nkubanga byona byoyogedde mbilota enaku zino tebivako burikyiro nsaba kunyamba
Musawo obulamu bwebugaga abantu balogonyo ate bakwozisa sent ntonyo gwebaloga asasanya nyo
Good evening musawo marcy nze naloota nga ndikunjyanja nebatata bange boona neba brother bange babiri naye nga nze akulembedemu nempuga batata nabaleka emabega bro bangamba nti togendanyo ogenda kubira nga turiwala kitegezaki
Mi nalonse nga azeyo ewaka naye nga jaaja eyafa ayina omusajja anegonmba ate nga ndilubuto naye nga simanyi era nga agamba nti ngenda nabe edagala era nenaba kyo kitegeza 6:34 ki
OKULOOTA bbi nga omuteeka ku kyangwe noyoza nga olugoye
Obutali butukilivu
Am happy to see u our owm musawo i love you so so much dear may Allah bless you abundantly well done .
Many many thanks
Musawo amaje nagaloose NGA balinda gwe bakute naye NGA simanyi naye jenaberaanga naye NGA nange wendi
Okulota nga wetise omulambo kitegezaki musawo
Musawo nddoota nga nsittude omwana muggalo ate wange simanyi lwaki ate siyina mwana muttonnyo
Ndota abasezi bangoba nsaba buyambibwo amazima enakuzino akadarakange kesibye ndi bubi nyamba
Nze ndoota ebisaanyi nga binyambuka.
Thanx musawo waffe bambi
Okuroota nga laddu ekuba kitegezaaki
Musawo byona byoyogede bitufu nyo lubalembera nga nimbiro kwotade asika obulamu omukono tasa
Ate okuloota nga olugoye olumyufu nga dwabadde
Muswo mercy nkoretya bwefuna sente baziba burimukozi wenkozesa aziba
It's been a while since I last watched ur teachings...but thanks again
You are very welcome
Musawo naroose abaana basatu omulundi gumu awamu nabalongo.
Nze musawo ndota nga ndi nenazala wange nga afumbila emere
Wawooo am very happy to see you again 👏🏼👏🏼👏🏼👏🏼
Welcome back
Oli otya eyo Nyabo, jeebaleko, I hope everything is going great & the family also!
Nze mbuuza,
Okuloota nga bakusazeko enviiri kumutwe, bakusaze ebigooli, kitegeeza ki?
Mkn awo babeera bakuloze Era wekebere olabe oba webasaze tewali kigooli
@@NanserekoSharifah-vs4xnkyiba kyiswalo
Namukasa claire nazukuka kumakya nga esukalyange balisibye kunsonda
Naloose omwana wange ng'agudde mu kinnya ekiwanvu
Era nendoota ngamperekira maama nembako wemutusiza nenzirayo nenzirayo jenvudde nensanga ebwa nekwagula ekagere kayo kulugalo lwange nekujja okatuli nekwata mubukyala bwange nensigawo e bwa wenumye newajja omusanyi ,nenziruka nnyo nengenda e wa maama nga nkaaba nenyingira mujju nefukamira nemuyita nti maama ebwa enumye nayitaba naye teyantunulira,munju nasangamu boyfriend wange nga atudde muntebe nga maama atudde wansi
Nengugumuka nensaba nenzirawo nenebakka era nenziramu nendoota nga ndi wagulu,ebwa nga eri wansi nga enkomba mubukyala bwange nnaye nga njiraba bulungi nesikka nobufuli bwange nga bwekomba nengugumuka
Bwenagugumuka nentawaaza amazzi ga
bakamabange gebajja Emeka ate mubutufu nze sire mwenzi nze Resty n
Maama yaffe dda
Waliwo abakukola ebikyamu ofuuke mwenzi saba nyo okilwanise
Neyaziza nnyo musawo kakirwayise
Thanks so much musawo mercy ,big love .I have this problem of dreaming wen am sleeping with some one but I have tried to get help from plan B but still it comes back.
Okuloota ngolaba akapaleko akomunda nga kali kuluzzi jetwasenanga amazzi mubisooto... kitegeeza ki
Musawo naloose nga sister wange ali mukundoga Era nga nwana naye
Thanks musawo so much❤
Thanks musawo Mercy
Hello musawo nze naloota nga ndabaa omukyala nga alibutee nga asitudde nomwana nayee nga atudde wakati mumalaaro side ne side nga munyivu nyooo nze kwekugamba driver akyukee nayee bonaa baafa okujjako nze nzekaa ate nenkuba yatonyaa
Nalota nga nimira emalalo musawo
Naloose nga nsiika muwogo kati nemuwata nagwawo nensika ne slipa,ate mukiroto kyekimu nga ndaba nina ekikutiya kyensenene
Thanks musawo mercy
How are you my dear musaho macy,, ntela nyo okuroota abantu nga barwana bakuba omuntu mpaka nga fudde atye ffe netuduka,,, bambi mukwano ekyo kitegezaki
Musawo nze ebiloto byona ngabwobyogedde byona mbilota ela nkola naye silina yade ekikumi mbutufu myamba Musawo nfunye ntya enambayo
Musawo nsanyuse okuwuliza nze ekyokuloota nga nzize kusomero ne mukyaalo nkiloota nyo naye ndi Saudi arabia
Webale nyo 🙏🏾🙏🏾
Musawo mercy nze naloota obulooro nga bunji nyoo nga buli mukisenge kyange atenga tumaze ebanga ngatwayawula obuliri no mwami wange kati 2yrs
Thanks musawo❤
Musawo tusomese neku sea salt ( omunyo ). Thank u for d info
Good evening
Naloose omusajya yanjyilida baketi ya bbi kati bweyabade nga aleeta eyokubiri anjiile nenelwanako nemuyikila olwo nemuyitako nenziluka. Mukwano kyitegezaakyi
Ekyilala nakaloota nganfulutuka ebiiyeenjye okuva mubululu emilundi essatu, ekyimu kyalinti nazukuka mukyilo ngenda okulaba nga ebiiyeenjye bbiva wenali neebase.
Eyilaala naloota nga omusota guze ewaka neguyingila munju negunoonya owokubojya negubulwa ,nze nali wabweru , negumala negufuluma me gugezaako okubajya omwana wange katimukumutaaasa negubojyamunze.
Mukwano bitegezaakyi
pupu sign yakufuna sente
Hi mussawo l dream about maggots and sister plus grandma who died
Thnx musawo🙏🙏🙏
Hello musawo m.
Obade otubuzeko baby girl thanks dia alot
Thanks musawo
Ma'ama mukama akuwe omukisa.
Thank for advice
Always welcome
Musawo okuroota abaloongo nga mbawa ebyokulya kitegeeza ki mkn
Nalota mikwano gyange jindaga obwerere byabwe
Thanks so much musawo Mercy but I appreciate you musawo wawoooh
You are most welcome
@@MANYABINOMUSAWOMERCY musawo tusiima nyo byonna mukwano .kakati musawo nze obuzibu bwenina bantugako wuzi omwaana yampasula nga nzaala naye tezakwaata okoze ntya musawo
Musawo narootako abalongo kitegeeza ki mkn.
Webale tuwereza bambi Obadde otubuzako nyo bambi
Nina ekintu ekisiza mumugongo gwange kimaze emyaka nga esatu
Ensign yomwoyo ye yadala si eno jetulabisa amaaso.
Banange thanks dear but nze nalosoose bansiba enviiri ate nga Bansal nenjala
Musawo mukwano nyamba luri mukusooka maroota nga ndi mukatale ngula ngoye naye nga nunji nnyo nakiroota 30 kati ndoota bazingulira nga nunji bambi naye zino ezabulijjo oba kitegeezaki nsobedwa
Musawo mcy webale naye nze tela NYO okuloto emisota eminence atenga zitude emitwetwe ngela zitisa mukusoka nalota ejine esajja nga likozesa era nga ne bawange nga Arabia ara ngawaseka ebisera ebyo twali nga tetukwatagana ara nga yandeka okumala abanga lyamwaka ena ara nenvayo nefuna omusajja omulala naye omusajja atusindikila amisota kasikonda nebintu ebilala binji koletya
Okulota nga abantu abakazi ne abasajja bakusanzi nga oyonona obutonde,nobekalizamu noduka paka mulugudo oluda ewamwe nga lunene wabula olugudo olwo noluvamu noda mukumbo edaala na lyo nga denne,nefuna emootoka etwala ko ,kitegeza ki?
Webale mukwano tweyanziza nyo naye omulogo mulabe duka
Love you musawo
Gyovalaba nze sisasila mulogo mubi wade omutemu bazamumabega
Musawo nze di saudi Arabia nakalota emilundi esatu nga abasaja bankozesa ate nga ekyiloto ngakyidingana x3 enaku satu nsaba kunyamba kyoka ndi kyeyo ndagilila edagalandijewa
Wawooo am happy to hear your voice again musawo
😊
Thanks
Thanks dear naye watuburakko bby girl
Always welcome
Very true dear
Musawo mercy okulota nga ova kusena amazi ku luzzi kitegezaki
Kitegezaki okulota ngozaala mwana nafa
Ekyo kilooto kiibi nnyo mukwano buli muntu azala ayagara okulera nku mwana so kitegeeza nti ebizibu ebikubaddeko obiwonye naye togenda ffunamu so wenonye mukwano
Thanks alot dear
Most welcome 😊
Musawo mercy webale okusomesa,nze mariota nga ndimunimilo naye nga kalalankoma animal naye teyannuma,Kati naroose ebisayi ngabili buli wamu
Musawo nze nyamba bambi ondagirire
Musawo nyba ko nalose akisidente 3 mu dakika emu hubu nabade ngenda ku kampane ya fe ewa kaliga
Yasose yabade ya gali 2 zabade za motoka😭😭😭
I have finished All the dreams
Thanks musawo
Kumpi buli lunaku nkiroota ate nkiroota ndi mu Uganda ate esaawa eno sijendi
tandiika okunaaba onusulo gwo buli kumankya kijja kugenda
Okulota nga ovamu amanyo nomala nosesema era nga osesema musayi kigeza ki
Ne utube ekusasula according to your views,atenga tukulaba to support your utube
Twesimye okulabako
Good morning my one and only musawo
Morning dear
Jebaleko musawo girlfriend wange yaloota nga nkolela safari naye olunaku lwenakomawo netubeerawo for sometime naye bwenalinzilayo safari nemugamba ampeeko bwetwagende mubulili bwe nali genda kuyingira omuntunnagwe nesisobola kuyingira
Musawo nsaba ku dagara elivumura omwana okufuka kubuliri
Kitufu bibabisindike mumikwano oba mubekika
Musawo Mercy nze nkirina