NUP egenda mu kkooti-eyagala ekake gav’t eyimbule abawagizi baabwe

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 9 ก.พ. 2025
  • Ab'ekibiina ki National Unity Platform nabo batubuulidde nti baakuddukira mu kkooti olunaku lw'enkya, nga baagala ekake gavumenti eyimbule abantu baabwe abakyali mu nkomyo ku biragiro bya kkooti y'amagye kkooti ensukkulumu gye yaggyako obuyinza okuwozesa abantu babulijjo wiiki ewedde. Pulezidenti w'ekibiina kino Robert Kyagulanyi agamba nti obutali bwetengerevu bw'ebitongole bya gavumenti kyekiviiriddeko ekiragiro kya Kkkoti ensukkulumu okulwawoo okussibwa mu nkola.
    #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

ความคิดเห็น • 26