Ssebo mukulu wange kankutereezemu, olangazze ng'eyakasibira e Mbaale baali bategeeza akaliga(endiga) anti olw'okuba nti abasinga ku kyalo ekyo, baali bajeddira ekitegeeza nti teri yali ayinza ku gibba (steal) oba ku girya. Amannya nze Kiweewa Mawanda.
Kabona Kayondo, webale nnyo emisomo. Mbuuza. Wali olabye ku movie ya Black Panther abamu gyebayita Wakanda? Ndaba eyawandiika script yaayo yabijja ku Kibuuka Omumbaale kuba mu yo nga ogyeko title WAKANDA, obwakabaka bwalina ekyuma oba ekikusike ekyabbibwa nekitwalibwa e Bungereza mu muesium yaayo ate nayo nebakibba olwokuba kyalimu amaanyi gomwoyo omulwanyi. Nekigambo waganda kifaanana abaswahili webatuyita, Waganda, naye aba filimu bajjawo g nebateekawo k. Ekibuuzo ekirala, baatulagako ku bintu bya Kibuuka Omumbaale ebyali mu museaum ye Kitante mu myaka gyedda mu 70s. Sijjukira oba kaali kasaale oba gumba, naye mpulira tebikyaliyo byabbibwa. Kati lwaki mwe ba Kabona temwekolamu omulimu nemusaka British High commissioner okutuddiza ebyaffe, oluba lwa Kibuuka oluli mu Cambridge Musium. Eno Wakanda movie byeyalaga.
Wewawo ssalongo
Webale inho kuwereza eiwanga mukagwa kabona kayondo
Bweza nyo bweza ddala nze NAMULI RESTY🙏🙏🙏
Webale kusomesa kabona tusimaa
Webale nyo kabona
Bweza nnyo Nze Namanda Resty
Tweyanziza Kabona tojja nga okwo.
Namwe mwebale kugobereranga
Wewawo webale nyoo salongo
🙏🙏🙏🙏
Bweezannyo muzei
🙏🙏🙏🙏
Sebo kabona ebyo nange bulijjo mbyagala webale nnyo nyini Bambi tokoowa tuweleza.
Weewo awo 🙏🙏🙏🙏🙏🙏
Wamala musajja njasabiggu
Omulangila nsiima bwongerwa bweeza nnyo webale kutulaga Kubo tuufu
Weewo awo
Jjaja Kayondo Kawumpuli, nkwebaza okutuweereza, nze ndi mupya munsinga zino naye nsabako ku number yo njagala kukusisinkana
Weewo awo webale kuwereeza 0758916644
KABONA KAWWU RADIO NGA TEKYALIYO KU Google
Kambuzeeko ku host sry mikwano
Tweyanzinzza nyo taata
Weewo awo dota wange
Jaaja tweyanziza
Weewo awo
wewawo webale kusomesa
Ttonda ttonda munenne tonda munnene webaale nnyo sebo kabonna kawumpuli ssalongo
🙏🙏🙏🙏
Ka ntwaale omukisa okukwebaza okukola enkyuuka kyuuka mu backup sound, ..
Wewawo
🙏🙏🙏🙏
Jaaja nsaba mukwano otuweyo omusomo ku "Jaaja Lubanga"
Soon ngenda kugukola
Tukulindiridde nasanyu linji jaaja
Ekitabo tukisangawa era kyasente meka
Kya 70,000 webale nnyo bambi
Ssebo mukulu wange kankutereezemu, olangazze ng'eyakasibira e Mbaale baali bategeeza akaliga(endiga) anti olw'okuba nti abasinga ku kyalo ekyo, baali bajeddira ekitegeeza nti teri yali ayinza ku gibba (steal) oba ku girya. Amannya nze Kiweewa Mawanda.
Weewo awo bro naye okulangajja kyeki? Nsomesaamu awo njige
Thank you for updating us may Allah bless you
Thx too for following
But use Ttonda not Allah
Intro neene
Ohh nange ndoota nnyo nga mbuuka mu Banga ate no buyiso bunfumitannyo mu ntumbwe hmmmm
🙏🙏🙏🙏🙏🙏
Abanyonyolo bankwe 😢
Wewawo ssebo tusiima bwongerwa, naye waliwo eyasomesa nga agamba jaaja wanena yazaala abaana 3 Musoke musokebwa, jaaja ffe Kiwanuka ne Kabaka Mukasa. Ekituufu kyeki banange?
Kifu nnyoooo Aisha
wewaawo
🙏🙏🙏🙏
Kabona Kayondo, webale nnyo emisomo. Mbuuza. Wali olabye ku movie ya Black Panther abamu gyebayita Wakanda? Ndaba eyawandiika script yaayo yabijja ku Kibuuka Omumbaale kuba mu yo nga ogyeko title WAKANDA, obwakabaka bwalina ekyuma oba ekikusike ekyabbibwa nekitwalibwa e Bungereza mu muesium yaayo ate nayo nebakibba olwokuba kyalimu amaanyi gomwoyo omulwanyi. Nekigambo waganda kifaanana abaswahili webatuyita, Waganda, naye aba filimu bajjawo g nebateekawo k. Ekibuuzo ekirala, baatulagako ku bintu bya Kibuuka Omumbaale ebyali mu museaum ye Kitante mu myaka gyedda mu 70s. Sijjukira oba kaali kasaale oba gumba, naye mpulira tebikyaliyo byabbibwa. Kati lwaki mwe ba Kabona temwekolamu omulimu nemusaka British High commissioner okutuddiza ebyaffe, oluba lwa Kibuuka oluli mu Cambridge Musium. Eno Wakanda movie byeyalaga.
Kituufu nnyo era wakanda yonna nga gweyateekebwateekebwa it was abt Kibuuka omumbaale nokulaga ensi nga bwebali ababi abeeru abo