Ezo ze nfumo zabacwezi ze baakozesa okubuguyaza abannyambogo be Muwawane babalyako obwakabaka nga bawanangusa eyali omukulembeze waabwe Bemba era ne bagujaawo obwakabaka bwe batuuma Bugondo era eyafuuka Buganda.
Ali ku Namulondo ye mutuufu, naye tatulwangako mpewo zimufuula Kabaka mutuufu. Ate talina kulaba mu Kibira, naye ye Alina okumanya obuvunanyizibwa bwe, ate bamutwala nalingizayo nga atamanyi ki kituukawo nga alingizzaayo...everything everywhere all at once. Mujja kukakasa
Akaalo ka Buganda ka dda, mu7 ne banne bakafugamu kiseera buseera. Nga biteredde, omuyaga gujja kukuntira mu7 nabasiita be gubakube Butare e Rwanda, ettaka lyebabbye ku baafa mu luweero nawalala mu uganda balirekewo. Temuggwamu maanyi, bannaffe bekikwatako bajja kubitereeza kuba bya mpewo, zeezijja okubawa ekkubo lyokukwata.
Tujja basomesa, ono kenyini tamanyi nti Lubaale asaawo enjawukana nga asobezedwa. Ono kenyini endabika yye ya Bbanja ,lubaale amuluma. Baamusobya ne Mutebi wuuyo munadiini. Nkakasa nti waaba wa church talina kubeera na bintu ebyo
Naye mulangira wegenderezenyo tebakutta okuva lwebategede nti orina kyomanyi kubwakabaka ate nebintu ebiri emunyonyo era Kati bagenda kunonya mpaka nga bakuse
Ori mutufu nyo siburi mulangira nti abera kabaka buno oburiwo kati byoya byanswa mujukire nti ono kabaka waffe mutebi yari mukazi webbari era amanya yari Nabagereka Nalule ye maama wa mutebi
Kintufu buli muntu asinza mululimilwa abaganda basunza byabwelu tatinja tebamanyi nabyebasinza bawoza yesu 😭😭😭😭😭😭😭😭😭
Senga kulanama Jumba Maama fina mulekelawo okwonona empewo zaffe mubuzabuza abantu abalina bwino jabali
Mulibabi bantu mwe
Oyogedde mazima nze bansobero boo bagala kwegulumiza naye tudde kunono yaffe bantu bange ayi baffe ssabasajja kabaka Mutebi awangaale 🙏🏿🧎🏿♀️
Wabula tumanyidwa yarabi. Kati ono yenyini yetaga bujajanbi.
K
Kankala ankomyeyo atise abalara
Very educative piece ….. thank you salongo
I like this, am happy u back
Thanks teacher
I enjoyed thx for uploading
Nga ewaffe mumabira wariyo ekisera ekituka enggoma zivugga engalabi ensasi fetwewunyada
This is the only episode mu serie eno that sounds real en true
Ezo ze nfumo zabacwezi ze baakozesa okubuguyaza abannyambogo be Muwawane babalyako obwakabaka nga bawanangusa eyali omukulembeze waabwe Bemba era ne bagujaawo obwakabaka bwe batuuma Bugondo era eyafuuka Buganda.
Awangaale omutelegga🙏🙏🙏
Ekitegeza Ssemakokiro Si Kabaka 🤔🤔
thanks for the program
Ali ku Namulondo ye mutuufu, naye tatulwangako mpewo zimufuula Kabaka mutuufu. Ate talina kulaba mu Kibira, naye ye Alina okumanya obuvunanyizibwa bwe, ate bamutwala nalingizayo nga atamanyi ki kituukawo nga alingizzaayo...everything everywhere all at once. Mujja kukakasa
Kankaka I used to love yo programs ezobyobuwagwa
Awo wetuli abaganda Simanyi ntiko wetuligituukako
Nga Mutebi maama we yazaako Walugembe Richard?
Thanks presenter
SSEBO LWAKI AWANTU WATUWEERA AMAGEZI OTEMYEWO...
LWAKI AWANTU AWAMU OTEMYEWO
Longtime Mr kankaka
Wch kind of program is this
Wabula ebyabuganda byo bizibu Kati oba Ani amanyi ekitufu. Buli atukwatako tuvuga speed
Kyetaga butambo kubiwandikamu
Mr owenono nkulamusizanyo naye byoyogela byandiba bitufu naye ekwe mubaganda tulagawa banange🤭🤭😭😭
Kankaka we like u, naye if that man has powers, abizeyo
Now ani yatadiika ekiboozi kya kintu,nambi simanya walumbe🙄🙄🙄
Omulangira Ava mu Kabaka ki?
Kibaluma 🏃♀️🏃♀️🏃♀️
Webale nyoooooo mwami kankaks
Kati Mujaguzo eyeekuba e Kabowa mu 1997 neyeetugga olwo yali Ngoma ki?
Kankaka, weebale nnyo okutuleetera omusese oyo, muzibe wamaaso naye byayogera ku buwangwa nobwa Kabaka bikulu nnyo era alabika kyere nti atuddeko empewo zobuyinza. Kati twagala obuuze eyeeyita omulangira Walugembe mbu eyasikira Muteesa, addemu oba asambajje byonna ono byayogedde ebiraga nti walugembe yennoonyeza bibye oba aliko birala ebimulinnya omutwe.
Omulangira kimbugwe nga avora kabaka mbu siyekabaka naye Ali kisasulira
Thank you Mr. Kankaka ❤❤❤❤❤❤ .
Nekilala mrkankaka ekizibu mayiga,nababejja,nabalagila.
Kankaka webale nnyo ebyo byona bitufu nze nakula ba jaaja bange bakyo gela Mawanda yali tayagala mutesa
Ela abambaja bbebatawanya kabaka abantu mude mu mpya zamwe mulwanilile obuganda muve kubabuza enono
Kika
Banange tusanyuse okulaba sebo yesawa tubululwe
Tewali watali nkwe naye ensi eno nzibu nnyo.
Mr Kankaka tewatuwa ani yatta mutabani wa Naduli...era tetwakulaba namukazikka kwe.😢😢😢😢😢😢
Wabula obuganda baggagea naye abaliwo just tebamanyi
Akaalo ka Buganda ka dda, mu7 ne banne bakafugamu kiseera buseera. Nga biteredde, omuyaga gujja kukuntira mu7 nabasiita be gubakube Butare e Rwanda, ettaka lyebabbye ku baafa mu luweero nawalala mu uganda balirekewo. Temuggwamu maanyi, bannaffe bekikwatako bajja kubitereeza kuba bya mpewo, zeezijja okubawa ekkubo lyokukwata.
Ate mpewo zikwata mukopi?
@@naseemnayiga7032 Kibuuzo kirungi nnyo. Ne maama wamu ne Budhagaali batugamba beebakulira emisambwa gyonna mu uganda. Buli omu agyegwanyiza, noyo walugembwe agyegwanyiza. HHm ensi yaffe erabye nabalinnyibwako kifaalu z'Abaziba be TZ!
Olaba nabalangila belyamu enkwe naye olwo ffe abakoppi?
it has been long time Mr kankaka big up
Mu buwangwa bwaffe mwemuli ensinza yo mutonzi.
Na madiini gona agajja Galina obuwangwa bwago. Tulina kwenonya.
Quote" Ndi muganda naye ntya mugandz munange lwa nkwe"
Abaganda bokka bebalina enkwe? tumbavu
Naye mwe abasajja ba kabaka temurabanga obuganda busanawo mayega ne group ye yona bamariride okusanyawo enono nobuwagwa
Olwowooza mayiga naye yasanga tebyaasoba dda..!
Asp told the world of them pipo who have been studying of the mornachism in Rwanda.
Oyasanguzanyo muzei mpola mpola
Oba mwagalaki?
Mr kankakatweyanzizanyo okutuletela omwamwoyo atuzibudamasa,babimr.kankakafubanyoeggomazikomewo
AM 20 BUT EMBOOZI YO SSEBO EWOMWELA AMATTU
Tujja basomesa, ono kenyini tamanyi nti Lubaale asaawo enjawukana nga asobezedwa. Ono kenyini endabika yye ya Bbanja ,lubaale amuluma.
Baamusobya ne Mutebi wuuyo munadiini. Nkakasa nti waaba wa church talina kubeera na bintu ebyo
Obuganda bugwawo naye mwe abasajja abamanyi ensonga mulyeyo mwebase obwakabaka mubulekede katikiro talina kyamanyi kunono nabuwangwa
Nze nsuubila nti tebayina bwoogerelo. Era ojakuwulila abavaayo muwakanyia
So all the drama starts from here naye banange 🤔
Naye mulangira wegenderezenyo tebakutta okuva lwebategede nti orina kyomanyi kubwakabaka ate nebintu ebiri emunyonyo era Kati bagenda kunonya mpaka nga bakuse
Ori mutufu nyo siburi mulangira nti abera kabaka buno oburiwo kati byoya byanswa mujukire nti ono kabaka waffe mutebi yari mukazi webbari era amanya yari Nabagereka Nalule ye maama wa mutebi
Maama wa kabaka was called DAMALIE KISOSONKOLE NOT NALULE. SHE WAS A CCTA TO MY GRAND MOM.
@@rosembogga towakana azara kabaka waffe ye Nalule kigye kunze buzza nomurara
@@rosembogga oyo gwogamba yeyari muka mutesa owempeta ono azara kabaka waffe yari mukyara webbari siyeyari mumaka okitegede
@@nakatorose3693 oba yali we
@@rosembogga kakati bwoba owakana genda owuririze ebigamba bya katikiro mayega olunaku lwegulo kumazaribwa owurire gweyayanjude azara kabaka omanyi mwewunza nyo
Ebintu bya Buganda muveko.mwena mulibalulu.
Gwe kazungu toli muganda, bikwatirako wa?? Gwe mulalu
Banana Banange ebintu bingo bitufu nnyo nnyo musitukiremu mango nnyo nga embuyaga tanabata nkakaka vamumizanyo kulembera anti oli ssalongo okuva olwareelo wesibenga ebbombo
Naye kankaka nkusaba otukeko esarama gye mwogerako nga temunavora bantu oyo omurangila mawanda gwayogelako amumanyi
NAYE kankaka mufubye nyo okutatana obuganda alina amanyi mubajaajabe agenda nabo ajeyo ebita kabaka
Oyo yena folofoto kwebuza magezi, abaye mbuuza lwaki omutanda bwafubye okugenda mudwaliro kati alabikako nga eqoma zogamba tebanaziza? Banange mubere mukirasi.