Ate ba Kinene vs omuzimu? Ani yandisoosse? Anti mugamba nti ebitambo bigaana omuzimu okwogeera nga ate Omuzimu ogwasamiira Lubaale gweguyina okukulembera?
Ate ba Kinene vs omuzimu? Ani yandisoosse? Anti mugamba nti ebitambo bigaana omuzimu okwogeera nga ate Omuzimu ogwasamiira Lubaale gweguyina okukulembera?
wewawo general
Bweza nyo jaaja
Webalenyo Jajjaffe okutusomesa kuba batubuuza buuzanyo mbu tosobola kusamila ngakabaka akyarimudiro kyoka ate ngabatugamba mbu ate jajjange muzimu yayina okunambika kyoka atembike Kabaka atenganejajjange muzimu sinamumanya bweeza nyo nyini dala 🙏🙏
Webale kusiima bambi na kugobereranga
Banange nange lubale anuma kyoka eramdenga mpulira nti nsoka kola kabaka kubanga yasinga okunuma mwebale kutusomesa binji tetubimanyo
Bakulimba sooka ononye omuzimu gwa jaaja wo@@HadijahMbabazi-pt6zv
ENONO dhaife KUNTWIIKO AFUVUGHE ISEIFE LATA WAIFE, webale kuwereza mukagwa kabona kayondo
Wewaawo kabona tweyanziza nyo omusomo
Webalenyo kusomesa naye Ate lwaki batugamba mbu Kabaka tayogera
Butamanya bwa basawo abeyita kyabatali
@@KawuTv mukama wange nsaba kuntagazamu nga sinansamira nali ninamu obuzibu nga mpulira Nina plumber olwagala okuninya kumnutwe nenebuzako nebangamba ndiko empewo kati nebangamba nfune ekibbo nkiteke ewaka nga bwenegayira bajajja bagira bandekamu tunonye sente tubajeyo mubunya ,bwenaleta ebibbo ewaka wayitawo wk emu plumber neluja naye lunkwata Kiri nze mbeera sitegera naye bwelunkwa lundekanya neneruma olulimi simanyi oba kiki kuba telwogera ,bwetwamala netunonya sente netukoola kumbaga ya bajajjafe nebavayo nendowoza mponye naye ate era nagenda okulana nga era ekintu kikomyewo nekinkwata era nendekana neneruma olulimi kati ndiwano simanyi kyakuzako sebo senkulu kuba bangabako mbu bajajjange bamanja nsumbi yakinene okunyweramu amazzi nenjigula era nekikkoomawo nabangamba mbu ate bulamu amanja esukalye era nendigula era nekikkoomawo kati ndiwano simanyi kyezizako taata nkoze ntya okuterera
Bwezanyo bweza dala
Wewawo dala👏👏👏Tonda akwongele amaanyi nobusobozi oyongele okuweleza
Weewo awo
Wewawo kabona webare obuwereza
Weewo awo dia
Webale kuwereza myezi ki mwetuyina okutererezamu lubale
Mukume Ebyotyo Mwe Bakabona mwena Mukube gwanga Mujje Tuzze obuganda kumulwamwa Kawumpuli Ndawula Atakwatta Mitti Bemba Musotta Guludene wanuka KIBUKA omumbale Sinsira mubire gyoli Olwanirire KABAKA waffe Muwenda MUTEBI Sasisira Abobona Abagala okusanyawo obuganda Amayengo Ge Nyanja Gabatwale Gabere Ye Museveni Muhoozi Mayega Jjaja kinene Jjaja Bamweyana Mukume ebyotto Nga mulamiriza AMayengo ge Nyanja ejjembe Nambaga Museveni Muhoozi Mayega Batuvire Mukowole Basekabaka Bbona
Museveni Bamuwanna
Weewo awo
Wewaawo ssalongo
Njagala ekitabo sebo
Jaajja Wabaana tusiima emperezayo Naye wanno nkurungamyamu,siburi Lubaale yenna Nti atekatekebwa Senkuru,nedda sebbo Emyoyo gyomutonzi nagyo gisobora okwetekatekera Omuntu wagyo.Ensonga yamukasa yo Mpanvu nyo Kuba Mukasa,Musambwa sosi Musange.Ate Ensonga ya Kabaaka Bulamu togitematemamu,guli Mwoyo gumu,Era nga gwegukulira EMISANGE gyonna,Emisambwa,Emizimu amayembe abalongo,Ali Omu.Naye abamu bakiyita Kitambo,KINENE Nyumba Na
Malala mangi gemumuwa,so Ensonga Zabulamu Muziveko,Kuba ekyamazzima Bulamu Yagyawo Enambiko ze Entuffu.
Byolambise biyinza okubeera ebituufu oba ebikyamu ekikuse kulagira bro, vaayo otanye ensonga yo mu lwaatu muganda wange.
Tulageeko enjawulo wakati womusange, omusangwa nomusambwa ne kabaka mukasa afuuka ddi omusambwa era mukasa munesumiko ki gwoyogerako.
Byetweesa tubyeseza ku myaaliiro gwe oyeseza kumwaliriiro ki seruganda?
Tewali lubaale atateekebwateekebwa muganda wange okugyako Ndawula Ggulu ddene yekka okuviira ddala kumulembe katonyeze asigadde yenna ateekebwateekebwa,gwe mbuuliraayo gwomanyi
Akuume serubaale ddoboozi
@@KawuTv Nkusaba oddeyo ko Kumavivi WEGAYIRIRE EMYOYO GYOMUTONZI EGYIKUTULAMU,oba OLYAWO Baja kukulaga ekisinga kukyewerowozako,Ensi Eno effugiewa kubyama sikyangu kyakumanya Nsi Eno ngo kyatamburira kubigambo byabantu byebayigirizza Nti mwariro gundi,mbu Omurembe Katonyeze oba mubijawa.Nkuwa ekitibwa Sebbo naye DAYO Kurubereberye otambure NEMYOYO GYENYINI Ojjakumanya bingi otherwise ojjakwerowoza kyotali.Nkusibudde ate netopic Eno ndese ngigye Mudiro.Ensi Lubaale ababitegera tubabarira Kungalo,batono nyo nyo, EKYEWUNYISA buli avayo kumikutu ABA alinga alaga eryanyi Nti ye Mumanyi enyo OKUSINGA kubalala,naye Mwe emyoyo gyomutonzi egyibatulamu gibaraga biki,oba gitwogerako ki?Kyetuli.Kankubuzemu Mukama wange taata Omulungi emyoyo gyomutonzi egisobora okukulaga ebyo byorombozze wagulu awo bwogyiwa ekyanya nogibuza,ngawejjemu embera EMBI eyoburyamere nze NGANZE gyinjogerako ki? Orowoza tikyandibadde Kyikuru KUSIDE YO nabakugoberera Okuba Nti osisinkanye Omuntu NGANZE ku channel yo?Nkusaba wejjemu okwesukulumya DAYO obuzze BAKAMA BAFFE BENANYINI abakutuddemu,bakuburire Nti nze Ani Ndi mubi oba Mulungi gyori, Nkusaba busabi,Kyebanakudamu BOBENYINI tujjakutambura nekyo taata.Tukakane bwemba Nina wesiterezeza oba wenkunyiziza nsaba onsonyiwe
Wewawo awo nkutegedde bulungi jjajja kuba batugamba lubaale wokubutonzi ogoberera bubaka bwo ✍️nsaba oyongere okunambikamu awo
@@sylviakalungi5674 Tetulina Lubaale wabutonzi Nabuzare Sylvia,tekiriwo bano balyamere bebabibasomesa ogugaziya enfuna yabwe,olwokuba temuriko buyinza busobora kubavirayo kubalaga Kituffu nga mubagoberera,kubanga Babera namasabo,Babera nembuga enene nabalwadde,nawe ngomanyi byakugamba byebituffu,obutonzi nobuzare Lubaale Ali Omu tayawukamu,kiringa BWOLABA Omubiri gwo,gukola nga guli wamu,vakubayaye, kora Kimu obubaka obukuyitako kyebwogera tewali kirara
@@kabonamanyigajjembe 😭😭😭🤔🤔 naye kati omuntu atandikire kuki ekituffu ddala jjajja Kabona
Mwebaale kuweeleza . Especially on a sunday . 👏👏👏
Wewaawo thx too for following ever
Webale nnyo ssebo nayenze ndi munyoro njagala kumanya mugasa abakyala atya?
Ayambala atya?
Wewawo jaaja
Wewaawo dala
Thank so much for tackling kabona but me l love your program
Thx dia gd day to u
Kat, ayagala okutandika, ensoga zobutonzi, asooka na ki, balongo abobutonzi oba
Buwangiro bwa mizimu na misambwa abaana plus amayembe
Wewaawo jjaja
Bweza nyo
Tusiima nyo jotuwereza kabona🤝 makama akwongere obulumu n'obuwangazi
Bwezza nyo kabona webare kutusomesa nokutuwabura tusiima nyo taata waffe
Weewo awo
Wewawo bweza nyo
Thanks
Wewawo taata
Ndota nyo kabaka nga ampa ebikajjo, anzigulira emeere..omuffu gwe simanyi, lumonde naye simanyi kyakola
Wewawo bweza nyo jaaja eff webale nyo okutusomesa
Anti obuzale nobutozi byawukana, naye obutonzi butuluma nyoo
Bweza nyo Ssalongo
Wewaawo
❤
Nsaaba ku nanba yo kaabona
0758916644 thx for da follow
Webale kulungamya jjaja
🙏🏻🙏🏻🙏🏻🙏🏻🙏🏻👏👏👏
Webale okuweleza eggwanga jjaja nokutusomesa jjaja nagenda ewa ssenkulu nemulaga obubaka buno nakiliza nti butufu Naye nanganba nti enaku zino ensonga zisobola okutambulira awamu kuban abakuru Basobola kubangiza mukiserakyekimu era ensonga nezikolebwako mukisera kyekimu bweza jjaja
webale nnyo kabona, naye nsaba kunamba yo
Jjajja webale kusomesa naye omuntu yezuula atya
?????? Wether one starts with Buzale or Butonzi depends on obubaka obuka okuva ewa Jaaja wo.....
Ngatutereza Lubaale Owolubereberye,tusoka Kwambaza Muzimu,tuzako okunyigurura,tuza
Ko abalongo abatonde awo Netulinda Bulamu,singa Enambiko ze Entuffu aba aba Azisiza.Ndowoza munfunye,ekitali Ekyo tulinde Omutonzi Waffe atukalige nga tumazze okujjibwako omubiri
Ate ba Kinene vs omuzimu? Ani yandisoosse? Anti mugamba nti ebitambo bigaana omuzimu okwogeera nga ate Omuzimu ogwasamiira Lubaale gweguyina okukulembera?
@@ssebitaabawamala6861 Kyogereko kati oba ekituffu kyeki wabula olemwa okutegeera 🤔 wabula mutubuziza kati
Wabula kati mutulemye okutegeera 🤔 ate mutugamba tusoke kusamira jukira okusamira oyiwa omusanyi ate ekyokubutonzi tosala kati ekituffu kyeki bakama baffe🤷
Kyogamba temulina ba jaaja mwe babalambike@@sylviakalungi5674
Wewaawo taata bweza nyoo
Weewo awo
Jjajja omuntu asobola okukolera kunsoga ezo nga siriwo
Webale kusomesa
Bweza
Jjaja tuwe Ku namba yessimu
0758916644
Neyanzege👍
Wewaawo Ssalongo bweza nnyo
Wewaawo
Ekitabo kisangwa wa
Ku 0758916644 webale kugoberera
@@KawuTv kale nja kunonnyako
Number yo telabika bulungi era obera wa wosangibwa
Kaakati kambuuze. Bwenneebaka wansi mbuuza ani? Jjajja'nge oba kabaka Bulamu?
Weewo awo seruganda,oyatula kimu nti bajajja bange so toyatulako omu olwo obeera wetadeko limit
@@KawuTv Neeyanzizza nnyo neeyanzeege munnange.
Wewaawoo
I want to meet u boss
Am available
wewawo webale kwolesa buteketeke bwo era tusiima
Akanamba nkafunye ntya kabona?
Webale kutuereza sebo kabona nsaba kubuza omanya otya omwoyo akuliko ? Nasanyuka nga onzizemu sebo
Ssebo Kabona webale nnyo webalire ddala. Nina ekibuuzo lubaale wobutonzi nobuzaale enjawulo eruwa?
Taata webale okusomesa ogwo musomo gunyumide webale nyo webalileda omukama akuwe kyo singa okwagala
Wewaawo
Kituufu fenna tuli batume, naye gwe oli wanjawulo. Genda mumaaso
Wewaawo tweyanzeege
Walumbe singa yali tatta bantu kunsi nebafuuka Emizimu tejjandibaddewo wamu ne Ggulu ekiwumulu ky'Emizimu ne Misambwa.
Weewo awo
Mwebale kusomesa gwanga
❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤
Wewaawo
WEWAWO BWEZA NNYO
Wewaawo
Wewwawo taata
Ssalongo webale byona
Webale Kabona, nsaaba ku number yo
0758916644
Kabona webale kutuwereza,mbadde mbuuza nti okwanjula kyekimu nokusasula omukazi mulubaale?? Nsaba kuntangaazamu
Sebo jebale osanjibwawa tata nsaba kundagilila munange
0758916644 mukono nabuti
Naye webale kubanakisa bambi
Kabona nsaba ku simuyo
Jajja nsaba ku simuyo oba edagiriro
Omulongo mawanda yoyo owabasezi abalya abantu oba?
mwebale nyo abembuga.......mwebale okuwabula awamu n' okusomesa....mbadde nsaba ku namba ya jajja eya wattsapp, awamu neyo jakozesa
Weewo awo namwe mwebale kugobereranga nakwagala buwangwa bwamwe,0758916644
neyanziza nyo owembuga.....tonda akuwe obuwangazi
Bweza nyo musomesa
Bweza nyo kabono
Ate ba Kinene vs omuzimu? Ani yandisoosse? Anti mugamba nti ebitambo bigaana omuzimu okwogeera nga ate Omuzimu ogwasamiira Lubaale gweguyina okukulembera?
Wewaawoo bweeza nnyo jajja ffe
Thanks for teaching us the culture can you help me with your number
Wewaawoo
Kabona nsaba ku simuyo