Ono Kennedy byayogerako tubitegeera 😢😢😢😢endagaano nungi naye nga bweyatukiriza di endagaano zakagaana nga yamenya nejeyalagaana n'obwakabaka?.basajja mwe abakade mutusobede byona bigaanyi tuyina mutwaala kifuba oba ayagala oba tayagala
Naye mubufumzi, DP bali bankwe, yesonga lwaki Mao yagenda neyegata ku NRM,nga alaba ebyokolela kumazima nabantu beyali nabo,talina kyaja kufunamu.ela kati Dp tujitwalanga failed State.
Kansikemu mr Mukiibi si mububi naye sagala kungata cheiii oyo mukade waffe aloeoza its qll about seniority kulwawo kwa DP etukoledeki era mwami M7 sikizibu kyabwe tajja tujogera ku page yaffe mbu nup bebavumi nup yaliwo nga bwanika agamba ekizibu kya buganda ye Dp ne buganda alyoke anyonyoze neda neda thanks wama mwami Mukiibi
Mbu tuvuma kitikiro ekitegeza ye talaba nsobi za mayiga wabula alaba bamuvuma era tamanyi nansonga lwaki bamuvuma.nze neki program sigenda nakukimalayo.atutendera dp bangaki abantu lyebesigidde dp naye tebalina kyebakoledde nsi okujako okuyamba M7 okulemera mubuyinza.gatubuzabuza
We learn from history, and you people, you're our history. And the problem I have with these people is that they're are using the same words every time. Y don't you find something new? Shhhhh Rip my data and time
Mwebale kutagaaza nsonga ezo! Wama bulijjo nebuuza nti abantu abatandika UYD bayinza batya okweyisa bwebatyo? Era wama nga bwebesiba ku NUP mbu bebajjizimba.
Okusinzila ku history gwatuwade,kitegeza for 70 years since Dp started, you have been fooling people, ate kati kyasuse nokusuka. Wabula H:E Kyagulanyi Sentamu Robert webale kuja, kuba kati bino byona twandibitegede diiii.kuba kati batandise okubyeyogelelaaa.
Mwami Mukiibi, omwami ono tusiimye ebigambo bye, naye nze ndaba atuza mabega, ate nensonga za Nup tezimanyi ela azesonyiwe, tumusaba atunyonyole kubya Dp kuba byategela.simububii thanks.
Hon Mutenyo is very much informed!
Well done for sharing this wisdom.💚🤍✊
I have waited for Mr Kennedy m he's ever open and honest bring him more pliz
Mwebale kuwereza
Number em comments section Mr mukiibi webale tuwereza tusima Nze Ssemambo Kelly Mu kiteezi❤❤❤
Ono Kennedy byayogerako tubitegeera 😢😢😢😢endagaano nungi naye nga bweyatukiriza di endagaano zakagaana nga yamenya nejeyalagaana n'obwakabaka?.basajja mwe abakade mutusobede byona bigaanyi tuyina mutwaala kifuba oba ayagala oba tayagala
Ekikonde ate lwaki temwakikozesa oba kya dp 😅 😅😅😅 dp mulemedwa okukyusa obuyinza kuva myaka 70 toyina kyotugamba
Mukiibi ono kaceele wamujeewa 😂😂😂alabika tafugika wantondo😂😂namusima engolo nze😂😂😂
😂😂😂
Good morning 🙏 mr Mukiibi and the visitor
Good morning to you
Mr Mukiibi thanks you mukwano but same people are not good to listen to
Ensi nzibu naye senga abasajja abo ba mpuga ,mukaku ne bane berabira mangu
Good.mng mr mukiibi wama❤❤❤
Hahaaa wano mao ayimbude, Ono ayagala kulaga inti Nup tekiririza mu protest vote. Mpuuga yabba, okumugoba mubukyaamu oyo omwaami ategeezaaki?
Ono omusajja naye naye afanagana ne mpuga mbuno abavuma mayega ba nup
Walleye bikki bino nawe , ono akubira mpuuga karango
Ndowoza mao keyatesa ne m7 kati siyafuga
Gwe musajja telera dp okulwawo eyambye ki Uganda okuleka okuyamba museveni okulemera mubuyinza
So totunyumiza byakisiru😮
This is a confused confuser, leero baaba waleese ono
Ate totuyumiza Dp nawe muli basilu nyo okutunda ekibina kyemutatandika kati muli mubanga muzunga buzunzi era mwe ebisajja ebikulu ne bikazzi temulina makulu omuluru muyinna munjji
AKASAJJA KASWADDE KABADDE WAYIRIZA MBU ABA NUP BEBAVUMA KATIKKIRO NE KABAKA BIKAKALIDDE KU MIMWA. KALE OBUSAJJA OBUKADDE OBWO BWANTAMA.
Mwana ebisajja ebikulu bino byebuza amagezi
Ono obwaavu bumutuuse ku born-marrow
Mukiibi kano kasuffu
Naye mubufumzi, DP bali bankwe, yesonga lwaki Mao yagenda neyegata ku NRM,nga alaba ebyokolela kumazima nabantu beyali nabo,talina kyaja kufunamu.ela kati Dp tujitwalanga failed State.
Leave these hypocrites of Mpuuga, Mabike, and the rest.
Wali ludawa nga mao atunda dp nga tewavayo kati oliwano owayiriza nup
Wamma mumburize omanyi abasajja abo abakulu bebuza amagezi
I hate politicians, and this guy is a typical politician. Nothing he has got to tell us.
Constitution tebagikyuusa?
Kansikemu mr Mukiibi si mububi naye sagala kungata cheiii oyo mukade waffe aloeoza its qll about seniority kulwawo kwa DP etukoledeki era mwami M7 sikizibu kyabwe tajja tujogera ku page yaffe mbu nup bebavumi nup yaliwo nga bwanika agamba ekizibu kya buganda ye Dp ne buganda alyoke anyonyoze neda neda thanks wama mwami Mukiibi
Mbu tuvuma kitikiro ekitegeza ye talaba nsobi za mayiga wabula alaba bamuvuma era tamanyi nansonga lwaki bamuvuma.nze neki program sigenda nakukimalayo.atutendera dp bangaki abantu lyebesigidde dp naye tebalina kyebakoledde nsi okujako okuyamba M7 okulemera mubuyinza.gatubuzabuza
Singa tetwayimusa mulobozi gaffe kulumba mayiga singa kabaka waffe teyafa dda .mukiibi dear abasajja bwegatyo totuletera kano akadde sikakutuneya tulina okukola buli kimu twejeko M7 nebane abagala balitunenya mu Uganda empya
Mutemyu talks sense but he is a state agent, sente zza museveni kwaatude
Ono muzeyi gwe waleese leero talina makulu. Simanyi oba ne video nagimalako
Hmmmmmmm
Nze kyendabye those are playing with fools coz democratic Alliance is Mbabazis' party they are Nrm
Mr mukiibi guno omulambo omulala wagujewa
😂😂😂
Aba DP lwaki mwalemwa okujako 7 ekitegeza sibye mwaliko mwe ??
Mr mukiibi nkulamusizza, oyo nga mulimba nyo, agambye ekibiina ekivuma abantu ye Nup, atuwe example emu yokka mu nup ngavuma kabaka, Nabagereka, nabalala.
Nanti wa DP, have you forgotten
Naye basajja mwe musubiira okutuula ne m7 abalage engeri jemumulwanyisaamu? Oba mulinda m7 okuva muntebe ajivakwaase?
Teli ku teesa naye nga tutesakuki nawe syria bamazekutesa tujja kumukola syria era tetwagala mboozi zo mukulu.
Lubowa is not a lawyer , he shouldn't lie to you about validity of a constitution
Ate abaana ba Nup???
We learn from history, and you people, you're our history. And the problem I have with these people is that they're are using the same words every time. Y don't you find something new? Shhhhh
Rip my data and time
DP and ots members have been the problem since independence, ignore that fellow. He is just lamenting
Kati nawe obuzabuza! Ani alwanyisiza peaceful transition ?
Abavuma katikiro berimbika mu NUP
Sebo temusiriwaza sibuli ayambala akakofila ka NUP nti mwava abantu banji nnyo jambalaya akakofira nayenga si ba NUP
Tofaayo ono tugenda kumwanukula toyomba naye, tulindirire. Mwebale okugoberera bambi
Mwebale kutagaaza nsonga ezo!
Wama bulijjo nebuuza nti abantu abatandika UYD bayinza batya okweyisa bwebatyo?
Era wama nga bwebesiba ku NUP mbu bebajjizimba.