ENSONGA ZITABUSE AMAZIMA GAGANO LWAKI EDDAME LYA MUTEESA II LYAKYUSUBWA ADAM DR KIMALA {NAMULONDO E

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 27 ม.ค. 2025

ความคิดเห็น • 170

  • @lukwagomartin7901
    @lukwagomartin7901 2 ปีที่แล้ว +11

    Indeed this is the real truth 🙌🙌 ever we were waiting for but this Man knows everything forsure and he's open

  • @Anko-Sojah
    @Anko-Sojah 2 ปีที่แล้ว +6

    I saw this story on some channel and disragarded it until When my namesake (saava) started here then i knew its worth my data and time..Dean you are a fourth estate of great value

  • @namugaludiana3886
    @namugaludiana3886 2 ปีที่แล้ว

    Buganda lwazi, mujja kiwulira katandika butandisi thanks mr Lubowa

  • @alexkakooza3116
    @alexkakooza3116 2 ปีที่แล้ว +1

    Ekitegeeza omumbejja nalinya ndagire yalina kyamanyi nebamufutyanka olwebintu...Dr kimala Mumanyi, mugezi ate abadewo nga bagoberera enono yafe...kyekiseera okutereeza okuza obuganda kuntiko tuve mukwebuzabuza nga tusaanawo tulaba. Akasera oba ediiro balikole bamanye enono weyabulira nga Katonga tanajula...okuswaala Kukira okuzaawa

  • @vilgax55
    @vilgax55 2 ปีที่แล้ว +17

    Kino kyebayita Investigative journalism, ndowooza ojje otandike okusomesa Banamawulile bano abatakyalina mazima nabwelufu story ba lipootinga zibanyumila sso ssi Mazima 👍🏽👍🏽👍🏽👍🏽👍🏽

  • @naigabetty776
    @naigabetty776 2 ปีที่แล้ว +8

    Mwami Fuumu Lyamusonda asoke ayite mu KASEERA.👌👌👌🙏🙏🙏😁🙏

    • @events1964
      @events1964 2 ปีที่แล้ว +2

      His very ready according to one of his programs but he said even those who say they are balangirah shd also go through including the current Kabaka

    • @isam6864
      @isam6864 2 ปีที่แล้ว

      We want mutebi and his whole family too bayite mu kaseera olabe emisinde.

  • @blessedgirl1428
    @blessedgirl1428 2 ปีที่แล้ว +5

    Big up TMC team walayi you are good at your job❤

  • @esternakisa4963
    @esternakisa4963 2 ปีที่แล้ว +2

    Thanx for work done bro

  • @chiefbremamusic
    @chiefbremamusic 2 ปีที่แล้ว +8

    WALIWO ENSOBI NYINJI NNYO ABAGANDA ZEBAKOLA ERA LWAKI MWAKYUSA EDDAAME LYA SSEKABAKA

    • @events1964
      @events1964 2 ปีที่แล้ว +1

      Okitegera

    • @nabothmatsiko3619
      @nabothmatsiko3619 2 ปีที่แล้ว

      Okusinzira kubyayogera binji byakyosibwa,Fumu Lyamunsonda ebigambobye bibade bilinga byakusaga but obuganda bulimu basubuzi

    • @events1964
      @events1964 2 ปีที่แล้ว

      @@nabothmatsiko3619 . And very few people will understand coz must people don't listen but balekana bulekanyi.

  • @dithanmuwanga3147
    @dithanmuwanga3147 2 ปีที่แล้ว +1

    Wow Dr tuva mu ssiga lyelimu. SSEBAWUTTU e nsaamu

  • @mathewsekajja1730
    @mathewsekajja1730 2 ปีที่แล้ว +14

    Here I am now understanding,that mutebi never went through the kaseera, because as he has said they where rushing over some things

    • @taubaht7359
      @taubaht7359 2 ปีที่แล้ว

      The truth has come out which myt be true that the will was changed

    • @annmaria1275
      @annmaria1275 2 ปีที่แล้ว +1

      Naye nga ono sikakamega?

    • @vtori71
      @vtori71 2 ปีที่แล้ว +1

      @@annmaria1275 As he explained, he and his team needed to see the Kabakadhip return. However now is the time to start sorting this out.

  • @taisy2278
    @taisy2278 2 ปีที่แล้ว +5

    We shall end up in the main house once said jembe lubowa .... thanks for the program but surely this gent knows alot and indirectly saying the truth eeeeh

  • @wejje829
    @wejje829 2 ปีที่แล้ว +2

    President museveni yani ..ku Nnono yaffe..kakamega GROUP in action

  • @mmassape4165
    @mmassape4165 2 ปีที่แล้ว +2

    MR DEAN LUBOWA SAAVA, WEBALE KUNONYANGA ABANTU ABOBUVUNANYIZIBWA. TUSIMA NNYO NYINI DALA.

  • @welongona6603
    @welongona6603 2 ปีที่แล้ว +1

    Ture

  • @dornamatovu588
    @dornamatovu588 2 ปีที่แล้ว +3

    Webale nnyo Mukulu saava Dean Lubowa okukleeta omwaami
    ono Dr kumakya Akakasiza mulangira Nakibinge K Kimbugwe kyaze nga ayogera nti mutebi Ronald Ouma teyakola mukolo nagumu gumufuula Kabaka.
    Nolwekyo mutebi si Kabaka
    Tudeyo kunono yaffe kuluberyeberye
    Tuzeewo obwakabaka obwenono.
    Gwanga Mujje via the alternative digitalk tuwagire mulangira Nakibinge tutereze ebyasoba

  • @sharefaok7222
    @sharefaok7222 2 ปีที่แล้ว +2

    Thanks for program

  • @mujjamedia8131
    @mujjamedia8131 2 ปีที่แล้ว +2

    Keep digging deeper mr Din Lubowa Lubowa thanx for the program brother 🤝🤝🤝🤝🙏🙏🙏

  • @alexkakooza3116
    @alexkakooza3116 2 ปีที่แล้ว

    Tugoberera bambi mwebale work

  • @mugulapatrick
    @mugulapatrick 2 ปีที่แล้ว +1

    🙏

  • @alexkakooza3116
    @alexkakooza3116 2 ปีที่แล้ว

    Good job sebo

  • @ssentamuzaidi1454
    @ssentamuzaidi1454 2 ปีที่แล้ว +1

    Mr Dean webale nyo okunonyereza nokuggusa ensonga

  • @blackangel4644
    @blackangel4644 9 หลายเดือนก่อน

    Am still following that program yadenga nddi latemuko

  • @mirembemargie8809
    @mirembemargie8809 2 ปีที่แล้ว +6

    Binji bikyajja katulinde kuba kirabika waliwo ensobi nyingi ezakolebwa

  • @richardkigula4480
    @richardkigula4480 2 ปีที่แล้ว +3

    Phew!! Ssaalongo nkulamusizza nnyo ssebo. Mwebale obuweereza bwonna ssebo. Ebintu nga biwanvvuye. Bagamba nti 'awatali muliro tewanyooka mukka' ebigambo tuzze tuwulira bingi naye biringa ebituufu okusinzira ku byempulidde okuvva mu Dr. Kimala. Ddala Namulondo eyuuga!

  • @anniedel4565
    @anniedel4565 2 ปีที่แล้ว +3

    Hhhhmmmmm🤔🤔🤔🤔🤔 Enno embonzi effuse Namulanda nga amabere gembwa.
    Kantule netegerezze!
    TMC-Gano Mazima, thanks for the infor... 🙏

  • @mukisaroland8127
    @mukisaroland8127 2 ปีที่แล้ว +2

    Dean indeed your an exceptional journalist. Its time to bring Buganda kingdom damage control officials. Dean oba bagenda kutissa omutayimbwa size ki? Ozikudde oba ojeyo bingi mukwano nze mbuulira gye' bakuzika. Thanks for the follow up

    • @wejje829
      @wejje829 2 ปีที่แล้ว

      OWAAYE..Anti mwe mwetililiira..saava tomanyi lwaki aliwano

    • @mukisaroland8127
      @mukisaroland8127 2 ปีที่แล้ว

      @@wejje829 but I said the truth, you as one criticising me, tell me your live or video talking what dean talks. It takes a man who is bold ad he is not with words as u claim. What is said is human and the correct, right words in our current Uganda. 99% of Ugandans within Uganda ffena twatya, tutya except those abroad talk like u blaming us to fear for our lives yet for them they went in hiding. And even those working when they come in Uganda they keep quiet. Nze nayogedde mazima dean has given in more than those praised bloggers in hiding.
      Vva ku' muntu ayogera amazima nga ali within Uganda. I salute dean

  • @asabarobert1233
    @asabarobert1233 2 ปีที่แล้ว +1

    Ehh Pole pole ndiyo mwendo.

  • @mukisaroland8127
    @mukisaroland8127 2 ปีที่แล้ว +1

    Dean I have liked the truth in that man nga omusezi aggula esowani.

  • @albudhooroperations8610
    @albudhooroperations8610 2 ปีที่แล้ว +1

    Tmc bigup brothers am following until the end, may the Lord be with you guys

  • @kikomeasha1694
    @kikomeasha1694 2 ปีที่แล้ว +4

    Abaganda amazima agasingako awo mwagala galiwa ,muzibuke amaaso

  • @kingkat74
    @kingkat74 2 ปีที่แล้ว +1

    Pretty interesting 🤔

  • @stevennkomushambo722
    @stevennkomushambo722 2 ปีที่แล้ว +1

    Am waiting part 2

  • @ronaldmwebe1200
    @ronaldmwebe1200 6 หลายเดือนก่อน

    Compromise is costing us facts

  • @mukisaroland8127
    @mukisaroland8127 2 ปีที่แล้ว +2

    Eddame ettufu lijja nalyo okuvayo. Dean move in that direction dig further

  • @babikajoyce1751
    @babikajoyce1751 2 ปีที่แล้ว +1

    Mwegendereze e'Bululi eyo eliyo aba afanana KABAKA MUTESA 11.

  • @sserwangaemmanuel4039
    @sserwangaemmanuel4039 2 ปีที่แล้ว +1

    TMC team mwebale kutulaga ensi bwetambura nabantu abamu bwebafanana

  • @kimeramulangila4999
    @kimeramulangila4999 2 ปีที่แล้ว +1

    Thank you so much 🙏 KIMERA eDubia

  • @joaniternakanabi5786
    @joaniternakanabi5786 2 ปีที่แล้ว +1

    Lwaki bakabikira London bring Endame the guy is right 😢

  • @julietL2510
    @julietL2510 2 ปีที่แล้ว +3

    😯😯😯🤭🤭🤭🤭 Banange bino ebintu bilaabika bituufu.!!

  • @lubegamuusa7547
    @lubegamuusa7547 2 ปีที่แล้ว +1

    Part2 plz

  • @nangobimabel4862
    @nangobimabel4862 2 ปีที่แล้ว +4

    Abaganda rwaki mwefula nga abatalina kyemumanyi atenga akitufu mukimanyi , abaganda mweteleze

    • @blessedgirl1428
      @blessedgirl1428 2 ปีที่แล้ว +1

      Kituufu they r playing deaf ear. They know the truth

  • @tr.georgewilliam7931
    @tr.georgewilliam7931 2 ปีที่แล้ว

    Twagala the return of kasiwukira banange.
    Naye namwe lwaki temugituwa ??
    Oba program mwagigyako mutubuulire.
    Bambi Mukulu dean nawe.

  • @joaniternakanabi5786
    @joaniternakanabi5786 2 ปีที่แล้ว +1

    Mugende mu kaseera tubakoye bassajja mwe ahhh

  • @nasuunakigonya4844
    @nasuunakigonya4844 2 ปีที่แล้ว +4

    Ummm Lwaki mutebi temwamuteka mukasela???? Anzilemu mwebuzibu kati!!!!! Nolaba nga mwabyonona

  • @danilug0ba998
    @danilug0ba998 2 ปีที่แล้ว +1

    big up tmc gano mazima. naye Nabikolo asatila when ?thxs dean for serving.

  • @haszmbz2876
    @haszmbz2876 2 ปีที่แล้ว +1

    Bambi webale. Ate nooyo Omusaja yeebale

  • @namuwuyajj
    @namuwuyajj 2 ปีที่แล้ว +4

    Naye abaganda mulina enkwe kakati emyaka jona mudenga mukolaki ekisinga okunuma ako kakasujju lubinga kegana fumulyamunsonda nti tekamumanyi wakili ye Dr kimala atubulide amazima naye abasigade bebuzabuza olwo mululu muli babi nyo bantu mwe tubonabona kulwamwe abasilikila ekitufu ekyalina okolebwa kale nebweyandibade nga fumulyamunsonda okyalimuto bweyalikuze mwendimutuziza kunamulondo oyo mutebi nemumunyonyola nti yeyali mukumi sosimuwa bitibwa byona wabula muswaza kyekivilideko neki m7 okutufugira mubuzibe lwakubanga mwe abasilika kati saawa zino tuzakoki

    • @nkulunzizaronnie6535
      @nkulunzizaronnie6535 8 หลายเดือนก่อน

      Okitegeera wabula tufune we tutuula embeera etabuse🤣🤣🤣

  • @emmamartjuli
    @emmamartjuli 2 ปีที่แล้ว

    I have always asked myself a question that Uganda twasobya Ani, now I understand

  • @shamrawafederal6177
    @shamrawafederal6177 2 ปีที่แล้ว +1

    Webale nyo okutuwereza mukulu Saava

  • @richardwalusimbi337
    @richardwalusimbi337 2 ปีที่แล้ว +2

    Akabugo bakabikira london😂😢

  • @hellennakitto3154
    @hellennakitto3154 ปีที่แล้ว

    Ebya. Kasiwukila. Byakomawa. Banange

  • @F.S.L.C.
    @F.S.L.C. 2 ปีที่แล้ว +5

    IT IS TRUE THAT KABAKA MUTEBI DID NOT PERFORM OR COMPLETE ALL THE RITUALS TO BECOME THE KING OF BUGANDA; THEREFORE, THIS WAS A RUSHED MESS AND WILL RESULT IN A HEAVY PENALTY FOR THOSE WHO ERRED - "WHAT A DEADLY IRREVERSIBLE MESS?"

  • @richardwalusimbi337
    @richardwalusimbi337 2 ปีที่แล้ว +2

    Let us go back to the ways of seeking the kingdom of God-

  • @fredkagimukasujja4422
    @fredkagimukasujja4422 2 ปีที่แล้ว +1

    Dean webale kunonya maziima naye ekitufu nze bwenalaba fumu mu pulogulamu ewedde naalaba nga fumu yandiba omutufu naye era bwengatta Dr Adam kimala byayogedde nze nzikirizza

  • @ayisasamil4493
    @ayisasamil4493 2 ปีที่แล้ว +1

    Kiitalo

  • @Jimmy-ps6lv
    @Jimmy-ps6lv ปีที่แล้ว +1

    Byakiirawa?Binobanange!!!Saava!!!!!!

  • @blessedgirl1428
    @blessedgirl1428 2 ปีที่แล้ว +5

    So M7 used the kabaka thing aganist bagandas to help him over throw Obote aha.....kati M7 is bitting the bagandas ummm.....ensi eno aha......

    • @najjee2
      @najjee2 2 ปีที่แล้ว +1

      Your analysis is spot on.They each used each other and later fell out as they all knew the truth that it was scratch me I scratch you basis ...hehehehhe The baganda are also not innocent in this game!

    • @blessedgirl1428
      @blessedgirl1428 2 ปีที่แล้ว +1

      @@najjee2 umm.......M7 over powered them kati they r crying aha katemba euganda kika

  • @syliviamulumba2311
    @syliviamulumba2311 2 ปีที่แล้ว +1

    Ani alijjawo akasajja ako ka Mayiga .

  • @joanmohammed1834
    @joanmohammed1834 2 ปีที่แล้ว +1

    So these people knew the truth and they covered it up Banganda people your not easy at all.

  • @haszmbz2876
    @haszmbz2876 2 ปีที่แล้ว +1

    Ayogeza magezi

  • @blessedgirl1428
    @blessedgirl1428 2 ปีที่แล้ว +6

    So kituufu muzukulu was Mutesa ll is right Mutebi is seated on the buganda throne wrongly

  • @wandarebeccarebecca7682
    @wandarebeccarebecca7682 2 ปีที่แล้ว +1

    Number mbli

  • @kikomeasha1694
    @kikomeasha1694 2 ปีที่แล้ว +2

    Nze ngamba mulimba amazima gaba mazima mujjakulaba muteesa yaani kuba ajja kwelwanila olutalolwe

  • @ssentongocharles9379
    @ssentongocharles9379 2 ปีที่แล้ว +1

    Omuntu yenna amanyi okufumiitiriza kubyona ebyogerwa ategedde amazima aba ekituufu, Obuganda bweberemu.

  • @nambogoaisha3608
    @nambogoaisha3608 2 ปีที่แล้ว

    🤨🤔🤔🤔🤔

  • @african9563
    @african9563 2 ปีที่แล้ว +2

    lwaki bino byonna bivuddeyo nga kabaka mutebi mulwadde.. munonya mudibya nakumukyayisa baganda babajjeko olukongolo nti gvt siyeyamutta.

  • @emmamartjuli
    @emmamartjuli 2 ปีที่แล้ว

    Now we have to make things right oba ddi but we have to do it otherwise Uganda eja sanawo

  • @mattkavuma2600
    @mattkavuma2600 2 ปีที่แล้ว +1

    Namulondo okomawo kyali kirungi naye yajjira mu nnonno na buwangwa oba mukweyagaliza??

  • @blackangel4644
    @blackangel4644 9 หลายเดือนก่อน

    Ekyitufu kyili ntii Dr adam amanyi ekyituffu ela alugamizza bulunjiii

  • @events1964
    @events1964 2 ปีที่แล้ว +1

    Thnx TMC. But they shd also tell us wea the Namulondo is. But also something fishy is in our kingdom. But if someone is blocking the truth then it will force itself through.

  • @thomaskakooza850
    @thomaskakooza850 2 ปีที่แล้ว +1

    Otyooooooooo.... bino byebintu byennyini ensi byeteekeddwa okuwulira. Wabula, ekisiinga okubeera ekyennaku mu byonna kiri nti abantu baffe sibetegefu kuwuliriza, ne mmeeme entukuvu okusengejja nokwebuulirira kumboozi nga zino.
    Abantu nkumu, olwomukwano gwebalina eri obwakabaka bwaffe nobukulembeze bwaabwo, tebalina kusuubira kwonna yadde okulowooza nti oluusi waliwo bingi ebisoba mubugenderevu oba mubutanwa! Kino nno, kireetawo obuzibe bwa'maaso wamu nemyooyo jaffe eri amazima ate no'butuufu bwensoonga. Bino byebimu kubisiinze okutuletera ebizibu mubulamu bwaffe obwabulijjo ate nobwakaba bwaffe kakano.
    TMC, mwebale kyemukola... nze ndimusanyufu nyo nti jebinagweera nga buli kimu kitegeerekese buluungi. Oba oli awo, nga ddala Kati eno ye ssaawa entuufu okwanja ensoonga zino. Omwaana oyo Ffumu, abaddewo okuva mu je 70s, era nga abakulu bangi munsoonga za buganda bamumanyi. Ekyo'kumumanya nga tewali amwegaana olwobunene bwensoonga eyogerwako kimu kubimpa amaanyi nti ekitangaala jekiri kunkomerero yomukwesese!

    • @nakaddujoan8832
      @nakaddujoan8832 2 ปีที่แล้ว +1

      Bano abantu bagwa mukatego kamuseveni , yabatega mutebi nabo nebakiriza olwokuba Bali desparate

  • @abs3988
    @abs3988 2 ปีที่แล้ว +1

    Abaganda muri babbi nyoooo muwunya

  • @isaacngondwe7505
    @isaacngondwe7505 2 ปีที่แล้ว +1

    Muzeyi oyo mumwekwateko nyo Alina obumanyi ddala wamu nokusengejja ebyogerebwa.

  • @victorkimbugwe5726
    @victorkimbugwe5726 ปีที่แล้ว

    Omwami ono yanyonyola bulungi ela natanya bulungi ensonga zino.

  • @syliviamulumba2311
    @syliviamulumba2311 2 ปีที่แล้ว +1

    Mumutwale ku DNA

  • @ssempamedia
    @ssempamedia 2 ปีที่แล้ว +1

    Amasengere ...ye Lubaale alonda wo?

    • @namuwuyajj
      @namuwuyajj 2 ปีที่แล้ว

      Yee yasalawo

  • @godslove7818
    @godslove7818 2 ปีที่แล้ว

    You now know that mulangila nakibinge tells the truth and not teaching hatred as some people think

  • @gjgj186
    @gjgj186 2 ปีที่แล้ว +3

    🙄🙄🙄

  • @שני-צ5ל
    @שני-צ5ל 2 ปีที่แล้ว +1

    Ekitaliiwo tekikaabya mwana sometimes one has to do what needs to be done for the safety of others aliinde fumu lyamunsonda tusonyiwe sinkwe naye kino kyetulina

  • @nansubugalydia1392
    @nansubugalydia1392 2 ปีที่แล้ว +1

    Musonyiwe okubuza ani azala fumu lyamusonda

  • @mattkavuma2600
    @mattkavuma2600 2 ปีที่แล้ว +1

    Kati ekyebuuzibwa bwwbaba nga basaawo omulala....bakoze batya ono abeere nga takukuluma???
    Ndowooza kye kikulu bamulungamye bamubuulire baleme musuula.

  • @namuwuyajj
    @namuwuyajj 2 ปีที่แล้ว +3

    Ndowooza mulaba kyenabagamba nti oyo siyeyalina okubeera kabaka kati lwaki mwasilika bantu mwe kakati kekasera fumulyamunsonda okutikilwa ate kati tulindaki nze nalininda omutufu yejeyo era okuva bweyejayo nakililizawo webale nyo mukulu saava kakati kyembuza mukulu saava fumulyamunsonda atuzibwaddi kubanga yaliko enono tulinda m7 bwalifa oba m7 talina webimukwatilako kubanga omwami oyo agambye nti m7 amanyi mutebi kati tugenda kola tutya sebo obwakabaka bwaffe okudamu kutuzibwa obulungi era nebiffo byenono okudawo

  • @Hilarytatya
    @Hilarytatya 2 ปีที่แล้ว +2

    Eno ensonga tuyina okugigusa mpakalast ne mutesa ii aja kusiima

    • @nakaddujoan8832
      @nakaddujoan8832 2 ปีที่แล้ว +1

      Hahaha mwana tufungize naye tuwagirenyo omulangira Nakibinge kubanga yakola ebyenono ebisinga

    • @annmaria1275
      @annmaria1275 2 ปีที่แล้ว

      Wewawo

  • @julietnakyejwe4252
    @julietnakyejwe4252 2 ปีที่แล้ว +2

    Naye daala tekisobaka kudayo amabega ne muteleeza ebitakolebwa Oba emikoolo ejitatukilizibwa??????
    Tuguume buguumi pakka di

  • @lastmedia6515
    @lastmedia6515 2 ปีที่แล้ว +1

    How can you say mbu mulikengawebili

  • @lastmedia6515
    @lastmedia6515 2 ปีที่แล้ว +3

    It means kabaka naffe tetumugasa,kubanga akola bibwe as a king not kingdom

    • @isam6864
      @isam6864 2 ปีที่แล้ว +1

      Kasita tuba nga tusonda sente awo tabulawo.

  • @kavumaenesam7442
    @kavumaenesam7442 2 ปีที่แล้ว +1

    Enono esala kasuju yatugamba, fumu lyamunsonda ajja mumulinde

  • @carolinenaamala9402
    @carolinenaamala9402 2 ปีที่แล้ว +2

    Some thing is really wrong

  • @CandyBlossom355
    @CandyBlossom355 2 ปีที่แล้ว +2

    Mwe munonoze naye nga mutebi aliko ye Ssabasajja ali mubiwandiko era yeyabika akabugo alla this years mubikyise munala ekyiva muyebilaka akakyama amamera bwokagolora ? Muve ku buganda obuwebula.Fumu lya munsonda nakyeyitize nga jakana naduli bweyagamba. Dr kimala osobya ebintu.

  • @ayisasamil4493
    @ayisasamil4493 2 ปีที่แล้ว +1

    Anni esaako MUTESA I, akabuugo? Ate anni yali kojja wa KABAKA 1?

  • @stellauganda7208
    @stellauganda7208 2 ปีที่แล้ว +4

    I won't blame m7 again abaganda mulina enkwe imagine you make the real king to surfer like that at least you should have given him good life

    • @jonathanmuyinda2899
      @jonathanmuyinda2899 2 ปีที่แล้ว +2

      The problems Buganda has are a result of having a kabaka who is not supposed to be kabaka. The issue is deeper than you may think

  • @BlackRootsAcademyOfSoul
    @BlackRootsAcademyOfSoul 2 ปีที่แล้ว

    I think the headline is misleading (click bait?).
    Omukulu Kimala ayogedde bulungi.
    Waliwo Omutanda asobola okulinnya ku Nnamulondo nga ssiyalina okubeerako nga Kabaka? Bwekiba kisoboka, kitegeeza nti amaanyi tegakyaliyo. Tubeere begendereza.
    Wewaawo
    ☥🔥☥
    #Omutabaazi

  • @nabothmatsiko3619
    @nabothmatsiko3619 2 ปีที่แล้ว +1

    So they didn't follow the right procedure but jst getting back Buganda kingdom and how they could earn and gain out of it individually .am starting to believe in fumu Lyamunsonda

  • @mpuugalubegaronald3814
    @mpuugalubegaronald3814 2 ปีที่แล้ว +1

    PAPA WANGEEE ARE REALY SAFE coz what am seeing now its not an easy task but may god guide you banange coz this an interesting programme though we are still waiting for again return of kasiwunkila nabikolo ansatilaa

  • @ntandajoe5527
    @ntandajoe5527 2 ปีที่แล้ว

    2023 alimu ebinene mulimu obulanzi bungi ku buganda ne Uganda naye mutunule mulabe

  • @ayisasamil4493
    @ayisasamil4493 2 ปีที่แล้ว +1

    KATONDA yanyiiga n'nyo 1995

  • @godslove7818
    @godslove7818 2 ปีที่แล้ว +1

    Mulangila nakibinge has been telling people such but people don't want to listen to him

  • @mathewsekajja1730
    @mathewsekajja1730 2 ปีที่แล้ว +4

    Yiyi,how come nti mwali mwegyukanya ate nga,you have said obwakabaka bwanono, meaning you didn't ask the ancestors for guidelines,I now see why we are suffering,
    Big applause to Dean Sava I see the whole truth fumulyamusonda was talking about.ehhhhhh

    • @lastmedia6515
      @lastmedia6515 2 ปีที่แล้ว +1

      It means tebuliwo obwakabaka

    • @naseemnayiga7032
      @naseemnayiga7032 2 ปีที่แล้ว +1

      @@lastmedia6515 obwakabaka webuli naye namulondo nkalu

    • @isam6864
      @isam6864 2 ปีที่แล้ว +1

      @@naseemnayiga7032 yiyi bulikimu bakitunze. Obwakabaka tebuliwo.

  • @michaelnelsonssesanga1406
    @michaelnelsonssesanga1406 2 ปีที่แล้ว +1

    Dean naye ebintu bino sabasajja tabiraba? Omusajja we kattikiro addibaze buli kimu.omukulu agamba kabaka bamukugira okutukirirwa!!Ddala namulondo eyuuga.Kasujju naye bwagamba.kyaazaako ne kasujju

    • @naseemnayiga7032
      @naseemnayiga7032 2 ปีที่แล้ว

      Yye kabaka tamanyi waliwo abalibadde bamulaba naye nga takyabalaba?