Naye bannange people what's wrong sheikh Abdulkareem died with shahadah how can you mbu yafa mukaafiri and munnanfusi ? Subhana Allah may Allah forgive his past sins and grant him jannah
@@muhammadb6416 naye jamiiru mukulu tya Allah va mukatemba attisizza abaana baffe obwemage. Tya olunaku lwojja okunyonyola obubuyabuya bwo obukulowozesa nti oli ku mazima.
How can one report this nasty video coz ne headline yoka etisa nsaba wakitibwa Allah atutase obubi bwamwe naye VA ku kakanya Abamanyi kuba Allah akuraba ate taja kuvirako awo
😂 okukyuusa ebigambo byamanyi kyabulijjo balongoosa okuva kubyabaaselela😢😢😢😢
Allah awe shaykh karim sentamu ejanna
Aameen Aameen Aameen
Ameen
Allahuma ameena
😂amin
Tusaba Allaahu amukuume muganda waffe era amunyweeze, amutaase nebanne bonna kubakafiiri
Oyo kawarij mumwegendereze
Oba kati wano ntuuse wo ntya,Subhaana'Llaah
Maryam Haluat Webaze Allaahu akutusizzaawo, ayagadde osome kubusilaamu bwennyini
Allah tabonelereza mulembe okujjako nga agusindikidde omubakka
Max Rivers kituufu
Mukwatibwe kunsonyi bantu mwe byemwogera bikontona ne ddini. ...muvuma omusajja eyaffa (Allah Amusasire) Muli bazibu nnyo. ...mutye Allah ela mwenenye. ...mugeende musome eddini ela mwebuze kubamanyi Otherwise mujjakubula. ..Allahu mustaan
😅okuvuma baseeka bo kibi
masha Allah nsaba Allah owekyitibwa akuwe enkomelero enunjjjji
Nsaba Allow amukuume
Jamilu si sheikh ateyeyita mumanyi olaba avumabayimamu akolimila abudukarimu nsaba Allah amulungamwe Juba mubinyo
Muttisizza abenganda zaffe lwakusomesa bunize nabukyaayi.. Naye Allah ajja kubatuwonyaako mwenna inshallah. Kale. Mwantama
Jazakallahu khair sheikh. Tusaba ALLAH omukasi akake abakafiiri bakuleke mumilembe. AMEEN.
Ameena yarabbi
Ameen
Ameen
Obukafiri kyeki?
Olaba n'omufu mumukafuwaza 😢 olwo singa abadde mulamu?
Jamiiru mukulu Allah akusasire wenenyeze Allah! Nakuwulira dda nga okyaali Nakasero nga Elimu yo eyawula yawula mubasiramu naye Allah akulungamye
Ono jamilu mubuze nyoooooo teyategeela diini kyokka bambi alowoza nti amanyi nyo nsaba Allah amulongose
Nze snaba Allah alungamye gwe
Ameen
Aameen. Tewali muntu alina buyinza bukaafuwaza muntu kubanga ejjana ssi yaffe basiraamu
@@khalidmuhumuza9993 ki ssentamu kyeyakola ekimukaafuwaza
Nsaba Allah assasire jamiru mukulu
Jihad ebaawo ku babeera batulumbye so siffe kubalumba gwe Mr kawarij
Wabula abasilamu gwe ani alamula omuntu mbu mukafiri wabula mulabye nenkwe bantu mwe kale mpurila enaku tolina buyinza bulamu muntu gwe simanya jamil mukulu mulabye nenkwe
munange jamiru mukulu teri imman ngatolina ilimu , sheikh Abudukarim sentamu gwewepankako yali musomesa wo nomweyawulako era nobula olubula .
Yusuf Ssemwanga Ffaayo okusoma otegeere, gwe tokimanyi nti omuntu asobola okusomesa nomusiinga okutegeera
Sheikh mukulu yabitegeera okusiinga AbdulKareem
Sheikh jamilu mukulu oli mutuffu nyoi I love you so much
Jamil abulila bukyai bwoka
@@tenywapaulmichael525 anti kyava yagenda mubuyekera mbu ayagala shaliya
@@samaruwiz1022 asomesa kukafuwaza, kwaawula
Allah yasinga okumanya
Tusaba Allah atuwonye enjawukana
SWALA THAHU ALEIH WASALLAM
I think the best jihad is the character jihad not AK-47
Allah is the best of the judges
Buno ssi busiramu bannange
Mwegendereze bi message ebimu ku TH-cam
Please Share
Sharing what please tya Allah.
Nonsense
Olinga etako
Nsaba ALLAH asaasile shek waffe owomulembae guno .
Musa Abdallah Aamiin
بارك الله فيكم حياكم الله ياشيخ.
Nsaba Allah alwanirire Ediini ye yarabbi tutaase nabalabe bobusiramu abajudde enkwe.
Gwe ayina okulwana on behalf of allah
Free jamil
Assalaam alykum , muve Ku jamiilu oba sebyayi Namwe musome qur-aan mulabe ani mutuufu mujiwe obudde mwewale okwagala obwagazi omuntu kuba naabalokole nabo bagamba batuufu!!! Nze ngamba quraan erina answer Ku ani Ali kukituufu sorry banayuganda mulabye mwetegereze sunnah za Nnabbi
Baraka Allahu feeka
Twegendereeze abawalimu betusomaako . okafuwaaaza otya Shk Àbdul kariim ssentamu Rahiimahullah.
Allah atuwe ejjana
Tya Allah,gwolowooza otukilide
Rashidah Saidat Ffaayo okuyiga obusilaamu bwo
@@muhammadb6416 it's gd obusiraamu bwo obumanyi but i dnt think u understood ma comment tho i dnt mean to plz u
Allahummah Ameen
True massage
khawarije ono!!!!!MUMWEGENDEREZE!!!!!ATTISIZA ABASIRAMU BANGI
MUBUZE NYOOOOOO
HE IS VERY DANGEROUS
NEVER LISTEN TO HIM
Assalaam alaykum warahumatullahi wabarakaatuhu aboluganda twegedelezenjjo wakati wagundi negundi atetwewale okuteekamu omulilo kubanga omubakawa allah yagamba omuntu ayogela kumugandawe ekigambo ekibi ekyokulabilako nga ekyobunaafuusi ayogela noyo gwebakyogelako kubabili kutekwa okubaako akili ayogelwako oba akyoogede naye nsaba allah atukuuma aboluganda ameen
Lwaki abeyita abasilaamu bakalubirirwa amazima, sheikh byayogera biri clear nga amata
Mmwe mulina ebigendererwa byammwe naye tusaba wakitiibwa Allah abatutaaseko
@@abdallahm7408 Mwewomye naye enkomerero tudda eri Allaah
Mukomye okwefuula abalina imaan okusinga Nabbi Swalla Allahu Alayhi Wasallama, yatumibwa nga kyakusaasira eri ebitonde bya Allahu Jalla Wa'ala byonna. Era yawangaala n'abakulembeze abakaafiri mubulungi okujjako abo abagezangako okuziyiza obusiraamu okusasaana
Naye bannange people what's wrong sheikh Abdulkareem died with shahadah how can you mbu yafa mukaafiri and munnanfusi ? Subhana Allah may Allah forgive his past sins and grant him jannah
Guys someone Behind of this audio
All our brothers Guys
not even ashamed to attack da dead!!
Simonyi osinza abafu
ولا تزكو أنفسهم
waubula tya Allah wooo sebo
Guno omukuttu gwa basilamu abagobelela Allah N'Omubaka we(Quran na Sunnah) Bboka...
This site is for muslims only who follow Quran and Sunnah Only...
Guno mukutu sigwa busilamu wabula gwa bubuze , mubufunze guliwo kubuza basilamu
Yusuf Ssemwanga musilaamu wefeeko oyige obusilaamu bwo.
@@muhammadb6416 naye jamiiru mukulu tya Allah va mukatemba attisizza abaana baffe obwemage. Tya olunaku lwojja okunyonyola obubuyabuya bwo obukulowozesa nti oli ku mazima.
@@MrKasozimu Abaana bammwe naani ssebo
Ekizibu kyemulina eddiini yabalema, ebintu ebimu sibizibunnyo biri mu Quran, enjogera joyogera eraga omuntu atalina kyamanyi wadde.
Mutwale obudde musome Quran bwemuba nga muli basilaamu.
Omuwa obulamu nokufa ebyo Allaahu yabilinako obuyinza musome Quran.
Ssebo kyogezaako okugamba nti nomubaka yabattisa e Uhud?
Mu Jihaad mubaamu bantu era bebalina okugenderamu eri Allaahu sossi miti.
Soma Quran mukulu wejjeko obutamanya, bammeka abantu bo abafudde sirimu?
Enjogera yo eraganga ggwe oyogeza obubuyabuya mukulu Kasozi.
Waayo kukadde oyige eddiiniyo wejjeko obutamanya.
Okusinziira kukyendabye mubigambobyo kikwetagisannyo okuwa Quran obudde mukulu wefeeko oleme kudda eri Allaahu osangeyo byobadde tosuubira.
How can one report this nasty video coz ne headline yoka etisa nsaba wakitibwa Allah atutase obubi bwamwe naye VA ku kakanya Abamanyi kuba Allah akuraba ate taja kuvirako awo
Beware of the Khawarij 🤔
U r not Allah to judge anyone
Nonsense
Allah yasinga okumanya
Nonsense