Saudi Egonzezza Embeera ya Bankubakyeyo, Abafunirayo Obuzibu Baakujjanjabwa
ฝัง
- เผยแพร่เมื่อ 9 ก.พ. 2025
- Join this BBS Terefayina family to get access to perks:
/ @bbsterefayinalivebute...
#BBSGambuuze #BBSAgeesigika #BBSKATI
Subscribe to Our Channel
For more news visit bbstv.ug
Follow us on Twitter / bbstvug
Like our Facebook page / bbstvug
Watch Live on bbstv.ug/live
Ekitiibwa kyayesu banange 🎉🎉🎊🎉🎊🎊🎊🎊🎊🎊🎉🎉🎉🎉🎉
TOTUNYUMIZA ebyo.
ekitiibwa kya Katonda eyatonda Maama wa Yesu ne Yesu
Mukama minene banangeee Amiina team Saudi Arabia
Mukama mulungi olwekyo, Munange owoluganda gwa ali wano ndi wano era okukutegegeeza nti okulokoka kwa bwerere Yesu lye kkubo namazima nobulamu,bwoba obadde tonnalokoka salawo olwaleero wetwalire Yesu Kristu okuba omulokozi wobulamu bwo,ayagala abantu fenna okulokoka, kyawandikibwa nti Katonda bwatyo bweyayagala ensi eno nokuwaayo nawaayo omwana we omu yekka Yesu Kristu okutufiirira olwebyonono byaffe tusonyiyibwe ebibi,mbu buli amukkiriza aleme okubula wabula afune obulamu obutaggwaawo,Yokaana 3:16 - 17,,dduka Ggeyeena ngova mu kibi osobole oyingire Eggulu ngovudde mu bulamu bwensi eno ngokola obulungi , kkiriza Yesu Kristu akukyuse jjukira ye Kabaka wa bakabaka era Mukama wabakama, Mukama akuwe omukisa ngolowooza Ku kyokulokoka kuba Yesu Kristu akwagala nnyo era akwetaaga.
Soma
kubikkurirwa 3:20
How can you have insurance when you have no rights?
With God everything is possible 🙌🙌🙏🙏 psalms 7:7🙏🙏
Yesu olina amaanyi Yesu 🎉🎉🎉💃💃💃💃💃💃💃
Alina amanyi yesu Alina amanyi,alina amanyi yesu Alina amanyi
Yeesu byebiki kunsonga zomubuwarabu?
amanyi ga Katonda eyatonda Maama wa Yesu
Hmm insurance in Saudi is panadol 😂. My friend was raped by her male boss and got pregnant she had no Internet, her phone was taken by her bosses, her contract was complete, they denied to give her the ticket, as am talking now her she was thrown in the hospital and after giving birth the police took her. We need justice for our fellow house manager
Thanks so much madam Esther
Team batolosi nze tebinkwatako Katonda wange yankuuma eyandeta era yalinkomyawo
Oli mulyazaamanya Katonda, walyazaamaanya mukamaawo eyakujja e uganda n'olaba nga nga mbu obusente butono kyokka bwewali e uganda walaba nga ekyenda kinene, naye obutasiima kyova watoloka era ssente tojja kuzifunamu mukisa
Wow❤❤❤❤❤❤
Mindset yange neeyiyo zifaanagana@@huzaifidawahuganda
@@huzaifidawahuganda laba ono do you know my story 😂😂😂😂😂enugu mugyilina ne kubantu bemutamanyi
@@huzaifidawahugandau don't know what people are going through don't blame her before u listen to her story
Okitegeera mwana gwe 😊nze mukama ankumye bukyanga ntoloka kati ngenda mu myaka esatu ndi mulamu
Alhamdulillah 🤲. Inshaa Allah
Mazima thank you so much ❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤
Mukama wabuyinzaa banagee finally
Let's hope it'll not stop here u will do it guys
How do we know that this company is not fake because in Uganda we have a lot of fake company
Awoo webikomye sisuubirayo kipya kyona babitesa nebikoma mukkubo
Mutuwe amanya ga company eziri registered
What about salary increase banange kiri bubi SA900 is not enough government tuyamba🙏🏾🙏🏾🙏🏾🙏🏾
Not only Saudi Arabia dear and Jordan
But is it what Ugandans deserve to work as housemaids. These things need more than these reforms
Mwebale kukwatagana, Ug/Suadi gavumenti; mutuuke nemumawanga amalala , basewo enkola enung'amu
Batulimba
Obu ssente butono imagine emitwalo 80 nokola nga omuddu nze siva mubutolosi insurance tenkwatako
Elaaa olimuddu a
@sadikkgan526 a slave is a person working by force and without salary kansubire amagezi gazeemu
Kulthum yogera,bitono,ate nkunonya black girl,from unique media sammy k
Nyabo ela olimudu ate mwe abatolosi mufuna ssente nyingi naye temuzikolamu byamagezi ate abafuna entono bayina kyebekolemu
@@PeterSsali-z5yAnti ezaabwe babeera baalyaamu olukwe abantu abaabajja e Uganda, ate ffe abali mu contract ezzaffe tezibaako Bikolimo, atuleese gwetukolera
Naye kizibu omutolosi okitegeera
Kumutima gwomuwalabu nebwoba ne sente agana okutwala mudwaliro
Abagaga ensonga enkulu
Ebyo mukoma kubyogera kyemugamba campany ezikukusa abantu teziwa musolo e Uganda
Insurance is there like smasco company but they pay for it, let me hope it is free
Atleast thanx for that, next wll be increasing salaries 😊
We need an active practical envoy in all those arab countries. Then the he or she will be responsible for each ugandan working there. Not trusting agents who do not care if about what happens when one leaves entebbe
we have been with but still big problems they don't give insure
Kuzalira yoo eeeeeee hhhhhhh mmmm banayuganda olemwa
Nee campuni eziri insured in Uganda muzituburire tuzitegere
Ffe abali eno tujifuna tutya
Kasiita tebateme ka salary Kaffe tujja Kuba basiimu .they should first work on little salary we earn. Banange government yo enonya wefuniira naye tefa ku mukozi
Bogele ne ku taxes ngabatema nyoo obusente bwaffe
Mukifo kyokutesa kusente bino byabuliba but katonda yamanyi amazima bano abantu tebabasalikawo nze mbabulila abaana bafila eno y emilimu minji nyo nyo nyo kyoka obusente butono nyo bano abantu Allah gwe basinza abawa obuvumi obwokuta omuntu lwakuba tubakolela nae omuwarabu simwagu ayagala kulaba nga ofude ogude eli buno insurance 😂😂😂😂😂😂😂😂 katonda abasasile
Drugs they pass through entebbe airport???why are you asking
Bt don't deceive people insurance has been there as long as u a on employment visa in these countries for the time imemorial it is not just beginning as u say it is a big lie