EBYEWUNYISA EBYAALIWO MU 1939 NG'ETTAALA YA BUGANDA EZIKIDDE, OLWO KABAKA N'AGGYA OMUKONO MU NGABO.

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 1 ก.ย. 2021
  • Welcome to Emboozi Teba Nkadde WhatsApp 0703461608 #OmulembeOmuchwa #Twejjukanye #EmbooziTebaNkadde #Buganda

ความคิดเห็น • 36

  • @wassajjaangel3099
    @wassajjaangel3099 ปีที่แล้ว +5

    Abangereeza Bali baabi nyooooo

    • @kbernieshoW
      @kbernieshoW ปีที่แล้ว

      To this day stil batufuga

  • @peakmald5637
    @peakmald5637 ปีที่แล้ว +2

    We are so impressed with this history please find more about us thank you indeed

  • @wassajjaangel3099
    @wassajjaangel3099 ปีที่แล้ว +2

    Appolo kagwa yazza nyooo Buganda emabega

  • @bakalejamiru1288
    @bakalejamiru1288 ปีที่แล้ว +3

    Nkweyanza nyo Olwebyaffayo bino Atenga bituffunyo

  • @harrietkwagala6302
    @harrietkwagala6302 4 หลายเดือนก่อน +1

    Oba families zabasajja abo Zakalia Kisingiri, Sir Appolo Kaggwa ne Stanislaus Mugwanya ziyimiridde zitya obudde buno?
    Obuganda bwebiseera ebyo nga bwaali nnyo mu ngalo. zabwe.

  • @aishanamiying8921
    @aishanamiying8921 ปีที่แล้ว

    Bange Essi. Yava walla Tweyaziza. Nyoo okutuweleza🤝🙏

  • @charlesmuwunga7174
    @charlesmuwunga7174 ปีที่แล้ว

    Webale nnyo mukulu!

  • @HafiHafihafi
    @HafiHafihafi ปีที่แล้ว +1

    Next part please

  • @musisir1927
    @musisir1927 ปีที่แล้ว

    Mugandawange weebale emboozi. I love the voice.

  • @SsebumbaWilson
    @SsebumbaWilson 2 หลายเดือนก่อน

    Hi

  • @annetnamutebi7544
    @annetnamutebi7544 7 หลายเดือนก่อน

    Yii Nakati kyevuma omuzungu eyajja okuba n'okuzikiriza wamu namaddiini gabwe🥺🥺🥺🥺🥺

  • @wampamba3014
    @wampamba3014 2 ปีที่แล้ว +2

    Abo abakuza balya mukabaka waffe olukwe

  • @kibojerakulwazi2579
    @kibojerakulwazi2579 2 ปีที่แล้ว

    Awonyumya

  • @kakoozapaddy4487
    @kakoozapaddy4487 ปีที่แล้ว +1

    Mwebale nyo kutuyigiriza byafayo

  • @scottenock5632
    @scottenock5632 ปีที่แล้ว +1

    Mwebale kusomesa

  • @asaa6036
    @asaa6036 ปีที่แล้ว +1

    Webare nyo ssebo.

  • @dorothynasoma1012
    @dorothynasoma1012 ปีที่แล้ว

    Tweyanzizza nnyo Ssebo

  • @user-mv6uk5ot3t
    @user-mv6uk5ot3t 3 หลายเดือนก่อน

    Meet the Kings regents,
    The first Corrupt politicians 1898

  • @hammiematovu728
    @hammiematovu728 ปีที่แล้ว +2

    Sir Apollo kagwa ye yabira dara

  • @erunathankateregga5742
    @erunathankateregga5742 ปีที่แล้ว

    Is that the reason why ettaka lya buganda erisinga obunene liri kubyappa bya kakungulu wamu be kisingiri😮,naye mbuzza bubuza....

  • @jonathanmuyinda2899
    @jonathanmuyinda2899 2 หลายเดือนก่อน

    Daudi Cwa teyali mwana wa Mwanga. Era kabaka mwanga bweyawulira nti batuuzizza Daudi Cwa ku namulondo yagamba nti "kati buganda effuse mulekwa"

    • @mukasasulaiman196
      @mukasasulaiman196 19 วันที่ผ่านมา +1

      Yali mwana wa jajja wo!!? Lwaki musamwasamwa ne ebigambo kuva ku cchwa paka ku Kabaka Mutebi....baseless allegations

    • @jonathanmuyinda2899
      @jonathanmuyinda2899 17 วันที่ผ่านมา

      @@mukasasulaiman196 abazunzi baali baagala kunafuya na kusanyawo Buganda. Removing Kabaka from Namulondo and putting a fake one was the only option era Apollo kaggwa yakikola akigenderedde (bwoba olina amagezi otegedde kyengamba) The British they always knew it was the only way to chase the spirits of Buganda. Ekyomukisa omulungi eno generation ya kaggwa ekomye ku Muwenda mutebi.The next Kabaka will not be from Mutebi.
      Go back in history, Daudi Cwa was born hidden in Kaggwa homestead. Then Mutesa II was born hidden in Albert Cooke's house in Makindye. When Mutebi was born, Apollo Kagwa was long dead so nobody could hide his birth. Amazima geyolesa mu lwatu nti Mutebi si mulangira but all along the finger of blame was pointed at Daudi Ocheng( Mutebi talina kkundi lya balangira - kyebayita abalongo) people falsely concluded mbu Ocheng was the father, kumbe Mutesa and Chwa, his father and grandfather were the problem. Apollo Kaggwa did this because of greed and his desire to revenge on Mwanga. Remember Kaggwa was to be one of the martyrs, but he was pardoned. Abambowa baakuba Kaggwa emiggo emizibu ennyo, emagombe yasimbayo kitooke. Ironically Mwanga pardoned him. But Kaggwa lived with a lot of scars on his back afterwards

    • @mukasasulaiman196
      @mukasasulaiman196 17 วันที่ผ่านมา

      @@jonathanmuyinda2899 kale ssebo the next generation of kabaka will come from your family!!? i don't your level of education b'se you seem confused or easily fooled.........But i think the next kabaka is already known after kabaka Mutebi bwooba olina byewenonezza stop dreaming........""Mulondo ya Buganda tosobola gituula ko kumala myala ebili nga toli Kabaka mutuufu e kusala"" ne empeewo za Buganda tezisobola kuleke kulembela Buganda???? Buganda tezanyilwako?

    • @mukasasulaiman196
      @mukasasulaiman196 17 วันที่ผ่านมา +1

      @@jonathanmuyinda2899 ssebo stop wishful thinking and dreaming obudde bwakedde dda, buli kimu kiliko bwiino ate kili mubuwandiike in Buganda kakati stop mboozi za malwa

    • @jonathanmuyinda2899
      @jonathanmuyinda2899 8 วันที่ผ่านมา

      @mukasasulaiman196 ssebo siri mwana wa ngoma so the next generation of Kabakas can not come from my family. But don't call me confused for saying the truth. Especially if you do not know where and how I got to know this truth. Munannge abantu eby'obuwangwa n'ennono baabivaako dda that's why we're suffering, the spirits of buganda departed the moment the British put a Christian king on the throne. Mutebi si Kabaka, kyovolaba buli kasera asosowaza ddini ya bazunzi, ennono ya buganda alowooza temuli makulu. Bagenda kujjaguza amatikira era kuluno omukolo gugenda kubera Namirembe. Ffumutirizamu. Namirembe cathedral! You see the effect of putting Daudi Cwa on the throne was to bring a curse upon buganda and baganda. We are blind tetusobola kulaba nsobi zikolebwa Mengo. Fortunately, the dev!l is the last of the punishments buganda has received and he will go with Mutebi. Coz Mutebi is the reason he's ruling Uganda. One can not be around without the other. Naye tulina okuteleza ebyasoba, obatwaagala obatetwaagala

  • @bbosamoses6813
    @bbosamoses6813 2 ปีที่แล้ว

    Nawe waliwo gwe atunyumiza

    • @Ronie.k
      @Ronie.k ปีที่แล้ว

      if you happen not to be in a position of reading history, then watch compiled well edited videos .... if you aren't in the position of watching them then don't ask. because you had an opportunity to read.

    • @timbigiraamon7202
      @timbigiraamon7202 ปีที่แล้ว

      Genda obibuuze nyoko nga omutudde kunkondo yomusino

  • @jonathanmpagi1978
    @jonathanmpagi1978 ปีที่แล้ว +1

    Owaye, your history is wrong… kabaka Mwanga died in Bunyoro

    • @Kafeerophillimon23
      @Kafeerophillimon23 ปีที่แล้ว +1

      Nooo died in syschelles highland

    • @bakalejamiru1288
      @bakalejamiru1288 ปีที่แล้ว +1

      Obutamanya ndwade Nene

    • @ssebugenyicharles7005
      @ssebugenyicharles7005 8 หลายเดือนก่อน +1

      Yeggwe Alina omufu ssebo mwanga. Yafiira mu bizinga bye serere Seychelles islands