UGANDA EKKULA: Nyanga za Walumbe oba Walumbe Tanda

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 9 ม.ค. 2025

ความคิดเห็น • 47

  • @tinahk7163
    @tinahk7163 4 ปีที่แล้ว +5

    Banange nange ngamba oba nzilayo ddi euganda nambureko kooo, am proud of my district mityana

  • @peterokiror1140
    @peterokiror1140 6 ปีที่แล้ว +25

    Ebyafaayo byentandikwa ya Buganda tabinyonyodde. bwoba tobinyonnyodde omulabi wa video tategeera kigenda mu maaso. Kayikuuzi bweyalemwa okukwata Walumbe, Ggulu Ddene - Katonda, yawa Nambi ne Kintu nabaana be omwoyo ogwamaanyi, ogujja okulinyanga ku baana nabazzukulu abalondemu, basobole okulwanyisa Walumbe nga bakozesa eddagala lyemiti okulwanyisa Walumbe. Omwoyo gwa Ggulu gwawanukanga waggulu negulinya ku mulondemu, omukongozzi. Omwoyo ogwo kyebaava bagutuuma " KIWANUKA" kuba guwanuka wagulu mu ggulu. Walumbe yabulila awo mu mpuku/ nyanga era bwebateekawo ebiggwa bya Kiwanuka, kuba kumuteega naye ekyennaku walumbe alina emilyango/ nyanga/ mingi. Walumbe yajja kutta. tagaba bulamu. abagendayo bagendayo kweyambulako nyimbe/ walumbe so ssi Walumbe kubawa bulamu nga abamu bwebalowooza.

    • @rossettekakwezi7978
      @rossettekakwezi7978 5 ปีที่แล้ว +2

      Woow i loved this.

    • @natukundateopister1082
      @natukundateopister1082 4 ปีที่แล้ว +1

      Hooo walai onyonyodde . kati video newentagilaba . Gwe omaze okumbulira ekituufu kubanaga ate ono ye tabyogedde ebyo ye

    • @mariamna6903
      @mariamna6903 3 ปีที่แล้ว

      Thanks dear

    • @nalwangaalice8304
      @nalwangaalice8304 3 ปีที่แล้ว

      Thax alot

    • @buwangwa256
      @buwangwa256 2 ปีที่แล้ว

      Anyi ssi wabaganda bokka

  • @hajarahnabadda2640
    @hajarahnabadda2640 5 ปีที่แล้ว +5

    Proud of my home district

  • @classxkitten3397
    @classxkitten3397 2 ปีที่แล้ว

    Very good work, thank you for the history.

  • @sarahugandan6814
    @sarahugandan6814 5 ปีที่แล้ว +2

    I love such HISTORY

  • @nishaimisskampalamugisha4772
    @nishaimisskampalamugisha4772 6 ปีที่แล้ว +7

    Ekyifo ekyo kyilimu obulamu banange obba nzilayo ddi euganda ngendeko ewa jjaja mpumuleko I miss my Uganda

    • @hahahaabusamra1737
      @hahahaabusamra1737 6 ปีที่แล้ว

      Wow Nange Njagala Ngende yoko Oba tudadi ewaka

    • @ivannyanzi109
      @ivannyanzi109 8 หลายเดือนก่อน +1

      Okakasa😢😢 oyo kabaka bulamu nze mutya nyoo mukambwe nyo nyo nyo😢

    • @Itsme-r4q
      @Itsme-r4q หลายเดือนก่อน

      Nange mutya wamma sisobola nakugendayo biiramupango​@@ivannyanzi109

  • @mansamusa6346
    @mansamusa6346 6 ปีที่แล้ว

    Thx for the show

  • @SMART-rn9ey
    @SMART-rn9ey 2 ปีที่แล้ว

    Tanda kyekimu kubiffo ebyandiba nga byawunikibwa akagenderere. Banaffe tubasaba mwegendereze . Ekigendererwa ekyaleeta mama Fiina mukyetegereze. Olutalo lwamwe mwena kukuma byoto mubinyikirire ate abatasobodde mukube amavi okuwanjagira lubaale wabuwangwa okutulwanirira

  • @ImmaculeMukandutiye-ip2rs
    @ImmaculeMukandutiye-ip2rs 7 หลายเดือนก่อน

    Mujye muduha no mu Kinyarwanda turabakunda .

  • @kasumbahenry5983
    @kasumbahenry5983 2 ปีที่แล้ว

    Omuvubuka Ono mugezi nnyo ate Alina empisa

  • @mugabealmega7435
    @mugabealmega7435 3 ปีที่แล้ว +1

    I like that history but walumbe what do you want and live us on this earth

  • @zainnakitende8545
    @zainnakitende8545 2 ปีที่แล้ว +1

    Jajja ssekitoloke nkulamusiza nyooo ,etanda ewo nafunilawo ebyamageero binjiii,ntumideko mwena ba jajja abakolami omuli damba,kasirye,sekitoleko,taata shamusa,kigundu,kalanzi, nabalala banj...Kabaka bulamu nze silikoowa kusinza mukama wange

    • @nakirijjairene5151
      @nakirijjairene5151 2 ปีที่แล้ว

      Nsaba kumpa kusimu zabo abakolayo

    • @zainnakitende8545
      @zainnakitende8545 2 ปีที่แล้ว

      @@nakirijjairene5151 sis munange sisobola kugabba number ya muntu Eli muntu gwesitategedeko wada ebimukwatako ....simububbi naye okitegela mkno

  • @abbaskanyike1947
    @abbaskanyike1947 4 ปีที่แล้ว +2

    Those pits please must be fanced around permanently for the public healthy and safety protection& to be kept out of bounds 3ft i love the job u do

  • @babikajoyce1751
    @babikajoyce1751 2 ปีที่แล้ว

    M7 kyava ayagala basigalire daala mu Bugand/Uganda olwesonga ya Walumbe e'Tanda!!!!!!!!!!!!

  • @اسماعيلالزاؤعي
    @اسماعيلالزاؤعي 3 ปีที่แล้ว

    You should cover the top to prevent the leaves ..

  • @moseskazungu1158
    @moseskazungu1158 ปีที่แล้ว

    Mwawule Kintu Kabaka Nekintu eyasoka.

  • @cyruslyncaros3945
    @cyruslyncaros3945 3 ปีที่แล้ว +1

    Walayi jjajja seki wakikuba

  • @nsubugaemmanuel1331
    @nsubugaemmanuel1331 3 ปีที่แล้ว +1

    Ebyaffe byadda atamanyi byampewo alabye

  • @NdibanjjaOliva
    @NdibanjjaOliva 6 หลายเดือนก่อน

    Abaabi betaka banguweeko babe eryo Kuba Dene balabe Kabaka kyanabakola

  • @rashidhrashidah5334
    @rashidhrashidah5334 5 ปีที่แล้ว +3

    Gusinzenyo ayi Beene kinene

  • @fredkaiza4562
    @fredkaiza4562 5 ปีที่แล้ว +2

    Kyemanyi nomukyala eyekonye akagere,naye takilizibwa gendayo.

    • @zainnakitende8545
      @zainnakitende8545 2 ปีที่แล้ว

      Osobola but oyina okwesibamu ebombo ne olweza, nobeela mu mbuga ya musooke Eli okumpu ne ma'am nabuzaana

  • @lubalenbela7120
    @lubalenbela7120 6 ปีที่แล้ว +3

    Gusize gusingide dala

  • @SMART-rn9ey
    @SMART-rn9ey 2 ปีที่แล้ว

    Mubuuze ssebo yaja atya okubeera mukifo ekyo?

  • @jaxvybzug3866
    @jaxvybzug3866 2 ปีที่แล้ว

    Oba tusuleyo ki bomu walumbe afe

  • @joejowana4723
    @joejowana4723 6 ปีที่แล้ว

    Hoooo kitiisa

  • @warriorshabazvumilia59
    @warriorshabazvumilia59 5 ปีที่แล้ว

    Katti mulowoza bwetufuna enkumbi netulima enyo tetusobora muffuna kasasiiro oyo nne tumujjawo

  • @princehanzmusic2145
    @princehanzmusic2145 3 ปีที่แล้ว

    Wemuba temuyina buyinza kuzikula lwaki temutangila ebisubi ogendamu

  • @mariamna6903
    @mariamna6903 3 ปีที่แล้ว

    Kambuze byajawo byoka oba abantu bebazisima Mukama 🤔

  • @mumbejjamaria3998
    @mumbejjamaria3998 2 ปีที่แล้ว

    Nambi nga bible telina wemwogerako