Wabula agasajja agakadde ago gaba netima oba lwakuba gaba ku end of life?, mukama yatusinga okumanya. According to this program, omuntu bwomubulira ebizibubyo abamu libela sanyu lyabwe be careful with such people. Nze ndimukamoli njiga.
Iiii naye bakyala tweddeko kuba okumala gabuuka na basajja nga tetwetegerezza kibi nnyo. Tuyigire ku ono omukyala kuba era ffe tubonabona nabaana olwensobi zaffe😢
Maria olimba. Gwe ne Rdc mwe mwatta omusajja nga amaze okumanya nti omwaana ssi wuwe. Lwaki yafiira mukaseera ako? Oli mukazi mubi nnyo. Ate ne Rdc ssi musiru kugenda mumaaso naawe.
Lwakuba okwefumitiriza n'okwebuulirira mu bantu abasinga byaggwaawo naye, omuntu mukwano gwa bbawo oba yenna amuli kulusegere okukukwana omanya nti oyo muntu mubi. Aba muntu mutemu nyo ate omukuusa. Ssinga omala n'okkiriza n'omwagala, tayinza kukuwa kitiibwa akutwaala bwatyo bwatyo era ebintu bwe biti nga emboozi y'omukyala ono, byebivaamu. Mukama akusaasire akutemere ekkubo naye ssibyangu. "RIP headmaster and lets hope this so-called RDC has no hand in your death."
We are sorry naye NOMUKAZI ONO MUSIRU TAYIIGA, Geego amagooba gobwenzi. Kumyaaka ejjo nebakubuzabuuza like that ate era noyongeera kumuzalira? NASOORO oswazza oli mutumbaavu nyooo baaba. RDC Amanyikunfa yomusajjawo, mujjakuzunga mwembi… Gwe waleteera NOMUSAJJA Okuffa olwobuvuyo.
Awo wotiira abakyala!!! R.I.P HEAD TEACHER
Not women alone ,all human beings ..!!
Waliwo omuntu ajja mubulamu bwo nga aze kuzikiriza 😢😢😢 mukyala olabye 😢😢ohoh😢😢abasajja mweddeko ensonyi buli wozifula obusungu owemuka nnyo 😢😢
Kyibinyo naye abakyala tuyige ,,,,,,okuffa kwa heard teacher kuliko akabuza 😭😭😭😭😭 RIP teacher
Kale bukya ndaba taasa amaka ggo silabanga ku mukazi musiruuu nga ono 😮😅😅😅😅😅
Ebyo babera batulimba ffetwababuka newayogera ebyenkana egulu gwe genda on your own risk 😅abasajja ndekka😢
Ono yali akyanga abasajja banange
Enaku etuuma abakyala .mukazzi wattu 😢😢😢😢😢
😂😂😂😂😂😂 RDC yali mufere ate mutemu mbu lwaki tozalayo omwana omulala😂😂😂😂😂😂
Ejo emya 😂😂😂abakazi😂😂kati omwana wo omuwala omubilile ki😂😂😂
Naye maria... osesa.
This kind of irresponsible RDC should be punished heavily, Hope his supervisors are watching
Bamuwumuza dda lwampisa ze
This is Uganda ssebo
SORRY MARIA
Kilabika RDc yakola edagala head teacher naffa okwewala okuswala .
His reaction after headteacher's death is questionable.
No doubt
1. Ono omukyala yakola ensobi nyingi okuli okwagala omusajja "mukwano" gwa bba. Tewali musajja agya kubala mu magezi nga gwe ogenda webaka namikwano gyabalo😣
2. Buli lwokola ensobi esooka, fuba nyo obutazaako ndala, nadala mumukwaano. Headmaster bwaba takulabilila, lwaki walowooza nti RDC agya kulabilila....ngatte mukwano gwa headmaster🤔 (mbulila mukwano gwo, nkubulile empisa zo)
3. Bwoba olemeleddwa okulabilila abaana babiri, lwaki olowooza nti abataano ogya kubasobola🤔
4. Mukama akugondeze embeela eyo
Where is the next part
Naye abakazi😢😢 omusajja atalina kyakuwa yadde essimu ye oba okwata yaki?
Abakazi mukola ebintu byona naye mwe musinga okubonabona
Am happy because this comment has come from a man
May be my fellow ladies will learn
@@sarahnanyonga997 munange tebayiga even if you tell them what
Abakazi muribazibu 😢wasa musaja
Nalongo buli lwenkulaba oba lubuto
Abakazi lwaki temuba nabuguminkiliza lwaki mubera abalayisi lwaki mutendewaliwa mangu 😮😮😢nze ndi mukazi naye sitendewalilwa bwentyo nedda nedda
Mukyala gwe nkuwereza akayimba ka Sophia Nantongo abakazi ekitubonyabonya butayiga😅😅
Mukyara wakara esobi emu,wekona ate nontabuka, nze okuzarira omusaja omurara atenga ndi wamusaja,mpozi kyapa kyamaka mumanya gange,mungaro zange,ate ku ground.2 bizinensi nsara nkora basaja naworoju.
Eeeeh abasajja abamu tubatya naye nedda nti bakumawo bukumi so what?? Naye ebintu byeyakukola bilagga nga gwe wali omwesibako😢😢😢😢
Banange forgive us, bcz i know this man. He is not easy.
Bakyala be cautious try to learn and understand men, the way I feel angry with this lady here
Sinenya bagaana kutwala bantu ahaaaaaa!kansubire ayogera bituufu
Mukazi gwee olimusilunyoo😂😂
Mazzima
Nyo nyo nze simulabanga
Wabula obwenzi!...uhmmm... Omukyala ono naye yayitiriza okuba omwangu eri RDC. Gwe omusajja olukutwalako mumotoka n'akukwana ng'omukkiririzawo.
Abasiguzze banange tebaffa kubaana so abakyalantwebereremu
Nga tuze mumazima RDC yeyatta headteacher ate ekyamusa busiru bwomukazi
Nsaba number ya taasa amaka go
Headteacher yafa kulurwo RDC yamutta!!!.Ono omukazi tasaana buyambi wade mpulila obusungu kyeyogeza nyini kyatisa omwana wabandi
Wabula agasajja agakadde ago gaba netima oba lwakuba gaba ku end of life?, mukama yatusinga okumanya.
According to this program, omuntu bwomubulira ebizibubyo abamu libela sanyu lyabwe be careful with such people.
Nze ndimukamoli njiga.
The definition of akusigula takuwasa🤔
Iiii naye bakyala tweddeko kuba okumala gabuuka na basajja nga tetwetegerezza kibi nnyo. Tuyigire ku ono omukyala kuba era ffe tubonabona nabaana olwensobi zaffe😢
Wabula simanyi kiki kyaatuukaa kubasajja bannaange 😮😮 banakuwazaa ho
Oli musiru nyo maama naye ye RDC should take responsibility
Bakyara kyapa mungaro ,nyumba mungaro, bizinensi mungaro.jemuri abasaja naworoffu tewetekera
Maria olimba. Gwe ne Rdc mwe mwatta omusajja nga amaze okumanya nti omwaana ssi wuwe. Lwaki yafiira mukaseera ako? Oli mukazi mubi nnyo. Ate ne Rdc ssi musiru kugenda mumaaso naawe.
Mbu 2weeks nga RDC yalide daa😅😅 mukazi wsli offa kyi nensi genda okole gwe totukabbilira mbu ozaale abaana abalunji hmmm 😂 ojja kiwulira
Third party was the problem 😢
U undermined on someone loved you with true love and decided to run away with fake man your the cause of your problems and more are still coming 😭😭
Karma is real😂😂😂😂
Wabula nyabo kati osasula
Oyo. RDC. Yeyatta. Bawe
Ba RDC ba NRM.(movement) Bayaye
😂😂😂 abakazi mubama nyooo
😂😂😂😂
Obwenzi banange 😳
Imagine in 2 weeks Nga ajjemu ezikyaala abakazi Banange olemwa 😢😢😢
No one can confuse me like this in my life haha my female friends ran away from such men
Ono omukyala alimba naye, yiyi
Kale kisajja kikulu naye tekirina magezi mbu RDC hopeless old man
Nze gemuwa mukazi munange abana bateke ewabwe kasita aba ema mwanyoko abarabirira guma ononye passport 🛂 oje okube ekyeyo fe twakowa okwerega nabasaja twakirira okufuka ba single Mather katukorere abana bafe
Ono omukyala anyiiza
Naye some men balimbisa busiru, ono RDC alimaba alimba😂😂😂😂
Omusajja natalabirira mwana asoka naye nozala owokubiri oli mputa
Kwegamba Rdc yakukona omukira neguwoma era negunoga negutuka nokukwerabiza headmaster bbawo,kyoka banange abakazi🤔
Naye babulila abakyala ffe tweletela obunzibu kati wulila ono mazima esobi eyo.
Abasajja nedda, mulimba nnyo
Abasaja abetwara nga babeyi ebisera ebimu baba bazibu nyo,gwe nga omukazi oba olina okuba nga otegera nyo okumarako nabbo
Banange ebintu bizibu😂😂😂😂😂
Bwoleka ebyembi bisekerwa😂😂
Naye bannaye RDC komaniina!
Toyagala mukwano gwa bawo
Naye nawe olimba olinamu embaliga. Naye RDC kika ki oyo Nubusente bwogamba bweyakuwanga mpulira mitwaalo ebiri, gumu, esatu kiki kyo nawe oliko kiki???? RDC mumukwate ekilungi ekifananyi wekili ate nobuwandiike yabukola.
Kasita bakuyiitanga muka RDC gguma wanonya kitibwa. Mukyala wakyanga basajja!! Headteacher vs RDC😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Ono yaze kwewaana bwenzi yaze kolaki? Mukazi gwe olimukalu nyo, watisa headteacher ate ozunga.
Fembi tuyina okwasaganya omwami nomuky😮😮😮😮
Togwa! RDC wamunonyako ki yet you had a man? Head teacher continue resting in peace. Nokimanya they were friends naye noyagala RDC? Tolina nsonyi
Lwakuba okwefumitiriza n'okwebuulirira mu bantu abasinga byaggwaawo naye, omuntu mukwano gwa bbawo oba yenna amuli kulusegere okukukwana omanya nti oyo muntu mubi. Aba muntu mutemu nyo ate omukuusa. Ssinga omala n'okkiriza n'omwagala, tayinza kukuwa kitiibwa akutwaala bwatyo bwatyo era ebintu bwe biti nga emboozi y'omukyala ono, byebivaamu. Mukama akusaasire akutemere ekkubo naye ssibyangu. "RIP headmaster and lets hope this so-called RDC has no hand in your death."
Naye abakazi mulinga banana baton kwegyo emyaka osobola akwagala ba bawamukwanogwe, naye abakazi temukula Kati rdc walaba wakitalo nyo.
Kyenkulabyeko mukazi gwe olimusilu nyo ate tolina nsonyi. Nomanya RDC asse bawo kyoka nosigala ngomwagala??? Head teacher teyeefila ogenda kubonabona gwe
We are sorry naye NOMUKAZI ONO MUSIRU TAYIIGA, Geego amagooba gobwenzi. Kumyaaka ejjo nebakubuzabuuza like that ate era noyongeera kumuzalira? NASOORO oswazza oli mutumbaavu nyooo baaba.
RDC Amanyikunfa yomusajjawo, mujjakuzunga mwembi… Gwe waleteera NOMUSAJJA Okuffa olwobuvuyo.
Banange olemwe kale nze of all that sisobola nakujja mucamera 😅😅😅😅😅😅
Teli alimililwa nga telina kigendelerwa
Good
Men!! Balabe Duuka misindde
Oyo aje mubwakadama kubba esubbi lye lili mubasajja
Yiiii bakyaala obwenzi tebaabubaweebwa
Abasajja balaba obwongi
Naye mwe R,D,C nga ajonga ne family 👪 yomungezi bantu balamu singa bali balala mukwano singa nawe oli mufe.
In fact u might find out that the RDC have hand in killing the headmaster. Women women please learn.
Obuzibu abakazi bwetulina twanguwa okuzalila abasajja abaana,kuba ebiseera ebisinga abasajja be atukwanila nnyo mubuzibu ate netwaguwa okuzala , kiba kilungi okusooka okwemima mu netugaya sente
RDC abamu babi naye Mukazi Munange wasobya nyo Okumuzarira mwana wakubiri kuba muyaye nyo....okyari muto wandifunye yo ekyokola muda nofuna omwami wabuvunanyizibwa....Sorry dear.
Oyo omukazi malaya nnyo alina kobonabona kimugwanidde
😂😂😂Ha obusungu nga bunji😂
Bambi this is Benjamin katamba I really need help am looking for my sister it's been like 14 years okuva mummy weyafaa sidamgamu mulaba
Me too I need help I am looking for my sister it's been like 30 years her dad took her from my mum when she was 2 years old only
So confusing 🤦♀️
Naye banage, ba Head Teacher bakyaliyo bwebatyo???? Am not going to judge this lady …. I put you in God’s hands 🙏🏾
Ekyo kyebayita third party 😢 abasajja olemwa
Bambi genda mubwa kadama
Kale musajja mukulu naye olemwa
RDC killed ur husband he killed an innocent man
Kikka
Genda masso Rwomushana😅
Rdc muyaya ate murogo murogo eeeeeee
Abana babiri oli mucamera bakyala mukole
Bwoleka 😂😂abakazi balina 5kids and you can't see them in the camera kyokka she has only 2😂😂😂
Gwe Oli mukyala mugelwa
Abakyala oba anawala mwagale emyaka jamwe omusaja zaladda nakowa nge omujuliza baana
Kitufu.nange.nakigwako
Abasajja mpiso teyesigamwa
R d c fumita embozi
@@rachealnambakire9401 okitegera nabanene kababaswaze ate bebasinga obusilu bo bagala mukwano
Era oyo omusajja yeyatomera bawe banange obwenzi
Ebyakutuko bikugwana ella bigwana okutuuka kumukazi yeena omweezi kunsi kunnu
After giving birth he is giving u 40k....Abasajja mujoga
May this never happen to anyone again.
And may God save her from this
You wanted how much??
Ogwo gu RDC gwegwaloga headmaster era nomwana gwegwamukola ekyo afune accident ate gusajja guyaaye
Mukyala you met a devil who destroyed your marriage.
Musajja wamputu ate mujuzi nnyo
RDC muyaye nyo nyo
Mukama amubere
Ebisajja.ebiganda.ebikunze.mumyaka.biba.bilimba.nyo.ante.bilongo.okamala
Kituufu 😢😢😢😢😢😢
Anti munonya baggaga kamulabe,