Today many have passed away 😢, but do you know why you're still living?. Its not by your power, by your knowledge no,its by the grace of God. Let's turn our lives to God ❤ because he is the solution for everything ❤
Njagala bulondo kubanga tabeera nnyo mu Part zakwemola nabakazi awo bwaba mwami wange omutima gumba wamu era nze mujukiza nti bby leero togende kuzanya film ❤❤❤big up man
Hope wokimugambidde wakitambuliza lwaki osasanyiiza amangu ago munno nganawe mulimo gwegumu gwokola gwe bwonaluffuna onagamba ani nga ate naawe olimukazi
I feel sorry my mumbejja bambi wabula this is for real abantu mu duniya baberala nga tebagaliza 😢 but this firm etuyigiliza bingiiiiiiiiiiiiiii thanks directors 😊
😂😂😂😂😂kasita ekyama kyo olemererwa okitereka no mutima gwo Manya negwokigambye tajja kiterekka my secret box is my heart khalas 😂😂😂hope can't keep secrets I know him
Eve banange atomedde gwagambye ekyaama nga nakamwa ntete😅😅wabula Tanansi wesibye ku Nakimera mukazi watu😂😂but on top of that we thank God for our lives 🙏
Eve nga olabye okufuna olubuto bambi mukazi wattu and you dont know the owner😢😢😢thats the most painful thing. 😢😢😢 Naye kikazi gwe hope ontamye olina olugambo walai 😢😢😢go back to your sister full figure 😂😂😂. Tanasi welcome back but this time your investigations on nakimera are wrong . Kakazi kattu ka li innocent 😇😇
Banange guys nze nebaza katonda kuba ndi mulamu 🙏🙏🙏
Ekitibwa netendo byona bibyee
Amen
Alhamudulillah ❤️
Wabula full figure aka hope ozanya baaba 😂😂😂Bambi okuuma ebyaama
Who is tired of Ntege and Mutetsi banange bambi ka Ndagiree, Kazooba soka ononyeleze
😂😂😂😂😂😂😂 am hea singa mbadde nsobola okubakwatako 😊
Ntege tamanyi naku yye😂😂😂😂😂
Gageda kufiira mu film yabwe wade kyinza okuba too late😢😢
Men like Ntege have no future bazunga buzunzi....hopeless bed bug
@@KatwesigyeDoreentruth always comes out late...wanafira nga bambi Ndagire agakabye....and I know she might even leave the marriage
Wama team October mulabe kacomment kange🎉🎉🎉🎉🎉maffi fulusi naye nzilawaka muloo😂 inshallah
Mwangwe I can't wait
Me 2025 November 😢
Me too no matter what
Okitegela bby am team you
Me to darling
Mulowoza kazooba tapapye okusalira ndagire omusango yandibadde asoka nalowooza nti timo buli kimu asobola okikola😢😢😢😢😢😢 team ndagire more prayers needed 😢😢❤❤❤
Men are like that it's hard to believe naye tomunenya
Nange ndaba apapye bambi😢
Kitufu wamma 😢😢
Mwana gwe ifeel bad for Ndagire waffe😢
Even me
Hope is a true definition of okigambile nyowe okizikile😂😂😂😂
Okitegera
😂😂😂😂
Hope radio 😂😂
😂😂😂😂
🤣🤣🤣🤣🤣mazima
Not dead
Not in jail
Not in hospital, Alhamudulilah yarabi for everything you have done for us and our families 🤲🤲
Amen
🙏🙏
Amen 🙏
Allhamudillah
Banange sikamuzanyo naye timo ne mutesi nga ogaseko gwebagulira engoye ntege betaga kusibwa mayiisa nga ruth abantu nga abo abatagaliza 🔥
Kati olwo Angela??
Mbu ne gwebagulila engooye😂😂😂😂
My dear even in reality jebaali nze kyantukako but i didn't fall the trap
Even Angela ,they will never see heaven
May the healing hand of God heal everyone on this page
Amen 🙏
Amen 🙏🏻 🙏🏻
Amen 👏🏿 🙏
Amen dear
Amen 🙌🙌
Eva mbu obulideko hope gwe owede lwatuse daa ewa boss Angela 😂😂
Naye Nze ngaamba Eva atumiddwa Angella
Mbu hope akuumye ekyama😂😅
@@NakittoAminaY
Team customer care gather, Eva trust hope at your own risk kubanga oyo asabuka ne bitamukwatako era owedde gwe, thank you for uploading ❤❤❤
Nkugambye ono Hope musabusi bulala
😂😂😂😂😂 nkugambye Oyo Eva ye awedde kubanga hope bamuyita mimwa toloba tayinza kusilika nowaba ofa
@@KalumaFaith nkugabye hope asabuka ne bitamukwatako
Oli ayitila buyitizi
@@BridgetKalule hope asabuka ne bitamukwatako
Bambi Nakimera is naturally beautiful. I love❤❤❤ her bingi.
Naye Tanansi olugambo lwaki😂😂😂kola miriimo jjo wesonyiwe enjaga
Affe kubimukwatako😂
Wabula Tanansi osala echihambo mubuuso obwo bukulinga obwa my son Junior 😂😂
Tell Hope yo secret at yo own risk alinga gweyafanana aka Full figure 😂😂😂😂
😂😂😂😂😂
Eve just doesn't
Era
Kyogereke😂😂😂.
😂😂😂😂😂😂
Team customer care gather, Eva trust hope at your own risk kubanga oyo asabuka ne bitamukwatako era owedde gwe, thank you for uploading
Ono ababuka😂😂
Hope onyumila 😂😂😂😂
Today many have passed away 😢, but do you know why you're still living?. Its not by your power, by your knowledge no,its by the grace of God. Let's turn our lives to God ❤ because he is the solution for everything ❤
Amen
Amen
Njagala bulondo kubanga tabeera nnyo mu Part zakwemola nabakazi awo bwaba mwami wange omutima gumba wamu era nze mujukiza nti bby leero togende kuzanya film ❤❤❤big up man
Kyoka nebyazanya nze binsesa 😂😂😂😂😂😂😂😂walai anyumila
Oyo si musajja then u have to be with a man gwobubibira
😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Anti tebanajimuwa kyogamba bakomye Ku zino movies? Just watch the space
Sleeping is easy but wakes up is God's mercy
Hey bby girl Good Evening from here my love ❤❤❤❤❤❤
Inglizi boloblem😅
@carolyneshivane8495 good night too
@carolyneshivane8495 good night
@@maureennantume2374 🤣🤣🤣nzukuka tofukaa kubulili
I can't stop praising lord until my last day and I thank God for the gift of life he give us in his mercy 🙏❤️🙏❤️🙏🏻🙏
Weekend enungi mwena team 2025
Nze sinamala waddle omwezi
Same too dear ❤❤
Same to you 2025
Thank dear ad same to yu
Thanks love❤
Team Saudi Arabia gather 💪💪 tusimbudeeeee🤸🤸🤸🏃🏃👌👌👌
Kangude mungaloo nga nkanonya,i just need da ❤from trust film😂😂🥰🥰
Wabula hope ate lumbe omwana asabuka mbu akumye ekyama😢😢😢I pity for eve
Don't pitty her remember her family want a baby just let her give the to ndagire😊
@@MasaEsther aaaaah nedda nedda ndagire azale owuwe
Kyoka she told me Witney to keep d secret😂😂😂
What if Eve was testing hope?
FromJanuary to June
No sick
Not in hospital
Not in jail
Please friends please him every day
Amen
I really thank God 🙏🙏 for his protection
ONO TANANSI OMUGAMBO ATEMA GWAKII KU PRINCESS NAKIMERA WAFFE. WAT IF OMUGOLE NGA YAKINYA 😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Ogenze okulaba nga comment tebakyazila ko gwe kowandike mu capital letter 😅😅😅
Ba dia mujje twanilize tanansi waffe akomyewo 😂😂😂kulikayo tanaa😂😂😂
Tewali linya lyemutasalako😂😂
Maziiima 😅
Ava Gomba kufuwa mindi😂😂😂
@@NakanjakoHalimat tanaa🤣🤣🤣mpozi kizito
@@ndagireagnes1825 nkugambye oba abadde akolayo ki
Hope is a true definition of okigambile nyowe wakizikile😂😂😂😂olugambo lugenze direct to Angela
Lero nkedde Salam alaikum walahumatulwah wabalakatu mwena mujyebaleko ejyalero
Wa alaikum salam warahmatullahi wabarakatuh
Wa alaikum salaam warahumatullahi wabarakatu
Waalaikmusalaamu warahumatullah wabarakatu
Wa alykum salaam warahmatullahi wabarakatuh ❤
Wa alaikum salaam warahumatulah wabarakatuh
Hope oli kikazi kibi nyo muno yakwesize kyoka tomulinze nakutuka waka nga weyogeza wa witney wakafe ..., Gwe Allen anytime from now kagwamu wekaze !
Am enjoying Hope telling Wytin mbu kuma ku kyama😂😂😂😂😂
😂😂😂gyoli oti yee asilisse mune bwamugambye
Nange
😂😂😂😂😂😂kyoka nga ye kimulemye
Kyoka ye kimulemwe😂😂😂
Ayitako nyo
Tanansi nawe omulimu gugenda kulema musajjawattu!!!!!!!! Bwolemera ku Nakimera nti anywa enjaga, ate Hope kendeeza kulugambo, belako nemizzi kumutima, kyova olaba nga nze sikyesiga muntu yenna
Angella distressed super glue 😂😂😂 wabula banange kata anzite mbu u can't leave me on dinning alone have to follow u 😂😂😂naye tusabire ndagire bambi 😢
Abadde anzise😂😂😂😂 oyo ndagi ajja kubiwangula mukyala musabi😢
😂😂😂😂😂😂 me too
Oli Angella alinga tulo teyewalika banange 🤣🤣🤣🤣 naye abadde anzise nze
😂😂😂😂😂😂
Can't be me my co wife to follow me like that 😏😏 I can give you a distressed reverence round kick
Tanansi Tanansi rwaki osala omugambo 😂😂😂😂ku Nakimela ❤❤❤
Mbade mpulira esungu hooo after omufirisuti okumpuba customer care is my stress killer
Mwana gwe nange bawuubye nze😢😢😢😢😢
@@rachealnampiima8794 sorry dia
Baana mwe babaleke babbawube kuba mufuna sente ne ki uganda tekikyanyuma
I shifted from Angella to Hope kubanga olugambo lususe😂😂😂😂😂😂😂
Me too dear
Good evening everyone praise God 🙏
Welcome back tanansi kubanga wotabade bingi ebigenda mumaso
Banange ba member ba customer care jemuli naye mpulilal amanyi gazigwamu olwa kazooba ne ndagire
Mwana gwe 😢😢😢
😢😢😢nange
Mwanagwe nange bwentyo
Kyogereko naye oba mutesi afaki ne ntege
Bambi ki Ndagire kyaffe
😅😅😅😂😂😂 who else is loving Hope's character and how she's executing it.😅😅😅 she's Amazing
Me
Alinga machine asala emiti
The likes of hope are so many in this our world.
Now days she is my best actor and Tanansi❤ Hope ayina vibe 😅😅
She's more of mouthing like full figure
Fredol is a full meaning of omugaga sijja kukola sente ate nenonya nobumwomi😂😂😂😂😂ate bisajjamwe enfuli muzibuze omukazi atakola😂😂😂😂😂
Naye banange 😂😂😂
Kuba kuba kuba
Hope wokimugambidde wakitambuliza lwaki osasanyiiza amangu ago munno nganawe mulimo gwegumu gwokola gwe bwonaluffuna onagamba ani nga ate naawe olimukazi
I just luv Tanansi's confidence in kuwayiriza Nakimera yarabih
Mbu enjaga ye boy friend wa Nakimera😂😂 wabula tanansi
😂😂😂
@@NagawaHamidah-or1ji😂😂😂😂
😂😂😂😂
😂😂😂😂😂😂
Praise the Lord.Thanks Trust films we appreciates ❤❤
No weapon formed against all hustlers this year shall prosper Amen big ups to you all hustlers out there❤❤❤❤❤❤❤❤
Amen 🙏🙏🙏
Amen 🙏
Omwana wittin AKA Viola eeeee mukama yakuwa figure nomutima gumu ❤️❤️❤️❤️❤️🫂
Naye ekendede she's not the same like before 😂😂
@@Sera256sraiwell said
Nali manyi nze amulaba nzekka nze anyumira bambi
Masavu
Masavu ga zavia 😂😂😂😂
Naye hope tasobola kuuma ekyama Oyo nga asabuuka nyyo 😂
Y are you commenting while not finishing the video
Tasobora 😂
@nambalirwagrace2215 everyone has a right to do wat he/she needs to do
Omwana hope akuletera okuva mu nnaku nakuletera okuseka😂😂😂.not even a day ekyama yakifulumuza dda😂
Waawo thanks for uploading obwenda manyi mutwerabinde, nanye nfaa😂😂😂angella afuse kizibu muyumba ya kimera.
I feel sorry my mumbejja bambi wabula this is for real abantu mu duniya baberala nga tebagaliza 😢 but this firm etuyigiliza bingiiiiiiiiiiiiiii thanks directors 😊
Mwana gwe bibayo 😢😢😢😢ate nga babatubeera kumpi
Assalaam Aleikhum walahamatulai wabarakatu ba dearest, and I thank Allah for our lives and protection 🙏 🙌 ✨️ ❤️ 😌
Walaikum salaam warahmatullah wabarakatuh
Wa aleikum salaam warahumatu llahi wabarakatuh
Walaikum salam warahumatullah wabarakatuh
Walekumsalm warahumatulahi wabarakatuhu,
Waakiakum salam warahmatullahi wabarakatuhu
Hope is atrue definition of okigambile nnyowe okizikilee😂😂😂😂😂😂😂😂era bwakusanga onyaaaa tuula butuuzii😂😂😂🙌🙌
Today am number 1
Thank you God for the gift of life 🙏🏿
Alimba alimba
Wabula hope olina okugaamba kwegamba gwe tosilikira kintu mukazi ggwe muno akubideko ekyama kye Naye nessaawa teyise nga wabigedde dda osaanga kyookya kamyu
😂😂😂😂😂kasita ekyama kyo olemererwa okitereka no mutima gwo Manya negwokigambye tajja kiterekka my secret box is my heart khalas 😂😂😂hope can't keep secrets I know him
Hope otuzanyiddemu kano ooo😊. Family bizibu byerere. Eno Allen giwunye ne Kimera and Ndagire and Kazooba kika also
Bakadama banange jyemuli ✋✋✋ weekend mujyiwulira ebavuga nga nze😂😂😂😮😮😮
Mkn bwoleka naye kija kugwa
Inshallah 🙏🙏🙏🙏
Mwana gwe silinka
This is too much 😂😂😊😅😅
😊
Hahaha tanasi in the building olugambo lumbi, naye hope oyiina gwozijjukiza banange oli nakyaaala nga olugambo lumusula kumimwa
Team Angela kubazoganya mpaka kuwulira bubi 😂😂😂😂😂😂gather
But your days are numbered Angela ajakugenda
Ssebo babadde bamuleka Ku dinning yeka kyoka nga Ono Alya nori Alya ye meere ewooma😂😂😂😂
@@NagawaHamidah-or1ji okitegera 🤣🤣🤣🤣🤣
@@nambalirwagrace2215 tetufudeyo naye ffe tetuva ku kimera
Mazima
In kazooba I trust ebintu bye byampola na bukkakamu Timo tatusobola🎉🎉🎉🎉
Mbu hope bank yabantu kwolwo olugambo 😅🤭🤔 mbu enjaga boy friend wa Nakimera😂😂
Yabyogedde dda omwana ono omumwa gumusiiwa 😂😂
@@ViolaNdagire-nq5mv mbu yakkowa okukuuma ebyama😂😂😂🤭
Ntanansi telling us mbu is her boyfriend 😂😂😂😂😂😂😂
But Tanansi nokusala omugambo eeeeeehhhh🙆🏼♀️🙆🏼♀️🙆🏼♀️alimba alimba 🤣🤣🤣🤣🤣🤣
Nakimera alleged Tanasi last time .😊
Mbadde manyi mwaywelabidde that's aby the way let's take one minute to thank God for the gift of life protection care and everything that we have
Eve banange atomedde gwagambye ekyaama nga nakamwa ntete😅😅wabula Tanansi wesibye ku Nakimera mukazi watu😂😂but on top of that we thank God for our lives 🙏
Wabula mwe 😅😅😅Bali bakuleseeko Ku dinning table weka😅😅😅😅
Banange Allen emisokoto nga jiyitiliddemu🤔teli walala wakiri woyinza kunyweera
Egyo angella yagitadewo after hearing it from hope nti allen anywa enjaga
Anti ali addicted Linda lwa natandika okusoba ekiro nga ava mu buliri agende anyoke
@@joselynLubinga mwattu ate kisoboka
Man of all seasons tanansi, naye ate Angela okisusiza oooh, live people to be
Thanks
Hope muto wa full figure oba😅mbuzabubuza😂😂😂 speed mubigambo ne nfanana😅😅😅
Me too. I wanted to ask that
Because they resemble so much
Mazima daala nga obulira Hope ekyaamakyo owedde gwe Eva😂😂😂😂 hope mulabe nduka 🏃🏃🏃🏃😂😂😂
Olugambo LUBI in Tanansi's voice 😂😂
Who else misses Ruth like me❤
Me too
Nga lwaki omuntu omukulu bwoti obeera ne nyashi ya bantu nga bataano nga waliwo bano abatalina 😂😂😂😂😂😂 Kati laba Ono witiny
I thank Allah for everything
Hope replaced Wendi Kabuye
Wabuula abenjiri ya Allah ne God muntamye mugende masinzizzo
😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂 okitegera dear, bagambeko omanyi bakujukiza
praise God members, he's the way, the truth and life ..
Kati kikulume
Babiwulira 😂😂😂
Ojjura obavuma enjuki mu luzunggu comment zona 20 ezisooka ziba zabwe nowuliira obusunggu
@@NabiryeFatuma-k1p as in bee😄😄😄
😂😂😂😂😂Hope tasobola kusiirika😂😂😂Hope oli mukazi mubi nyo
Kati Ari mugabwa mune bu ebwama bimu karubiriza😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Allihamudulirah 🙏🙏🙏 Allah kuroburamu bwompa nokunkumira family yange ngabaramu nezzadde Lyange
Oyo Hope yetaga omuwa akatwa mwolwo olugambo kuba anyiza omara odumuwa nomubuza nkuwe kukyokunywa nekagwelamu eyo😢😢😢😢ga see year
Naye ono omulimu gutuse omulema 😮😮😮😮😮😮😢hope oluganbo oba bano black three's bakikora batya okuwangara naye 😢😢😢😢😢eeee asabuka😮😮😮😮😮😮😮taja kuwangaramu mubano😮😮😮
Kiffu kizibu
Mbadde bona ne Mutesi bebamu
But even mutesi has lugambo its just that the degree at which it's being executed on both sides is different
@@florencepearl9155 oyo yantamiddewo nga nakamuraba
Eve nga olabye okufuna olubuto bambi mukazi wattu and you dont know the owner😢😢😢thats the most painful thing. 😢😢😢
Naye kikazi gwe hope ontamye olina olugambo walai 😢😢😢go back to your sister full figure 😂😂😂.
Tanasi welcome back but this time your investigations on nakimera are wrong . Kakazi kattu ka li innocent 😇😇
Pipo have alwys been supporting tanansi'z lugambo naye lwakuba kati ayogera ku njaga egenda okujawo omugole kati bavuma Tanansi olugambo😅😅😅😅😅
Eva mubantu bonna olabye kabadda yekyamakyo esaniira hope ngabwokimugambye bwagenda okisasanya
Ela mbu obutasirika chibi nyo as in Tanansi's voice 😂😂😂😂😂😂😂
Banamwe ani abadde awulira ku busungu lwa kugayala kwa episode b okutuka mbu hope mukumi wa byama😂😂😂😂
😂
😂😂😂the way have been searching everywhere kyoka nga bandetera B eza episode enkadde😂😂😂
Naye olugambo oluli wano heeee 😳😳😏😏😏😂😂😂😂Naye taala kyekampala lwaki tokomya kunywa njaga 😂😂😂😂😂
Gwe Eva owede okubulira Hope ekyama abanga eyesimide entana😢😢 oyonga asabuka
Naye banange omukwano omutuufu tegutebeka kubanga kimera amanyi yafuna Helen yamala naye ali ku Ganga 🌟 star mulamba
Tanansi kulikayo witaabadde bingi ebugedda mumaso
Luganda ta muno 😂😂😂😂
@@namutebifatumah8731 😂😂😂😂owaye ebitaabo ekubba yabikubba
Naye hope😂😂😂😂 yomweyalila nomwebika😂😂😂
Happy Sabbath team customer care 😘
Hope olugambo lwaki kyoka muno akwesinze
Talusuziza😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Antamidewo
Wololoo batujukiide💃💃💃🤸🤸🤸🤸🤸🤸🤸
Fredo olinga enjonvu eyakula negejja naye akakirakayo nekajiswaza 😂😂😂😂😂😂😂
Kagude mugalo bikyanga mukera but how is every one watching team hustlers kajambo
Team makula kika ffe tunyumirwa Team Allen kunywa jjanga nakuwutula ba malaya mwe baana mwe episode 79 is fire😂😂😂
Nayenga hope bwewelaba osobola okuma ekyama ekyo nyabo ffekatulinde tulabe
Hahaha just from LOVE DOCTOR by sanyuka films uganda naye mwe you guys you both make my day🎉🎉🎉🎉🎉
Naye Tanansi kyotukola omwana we Gomba
Naye banange hope owalabuka tolina mizi oyogera nyoo hope wegendereze
Wabula mulumya ba sweetie
Tanansi wot abade banywede enjaga naye lero onageya nani jace wamugobesa😂😂😂😂😂