Kantwaale omukisa guno okwebaza katikkiro eyawummula owekitiibwa Mulwanyamuli Ssemogerere. Webale ssebo kulwaniririra Buganda wamu ne banno bonna abakoze n'abakyakola kati. Webale ssebo katikkiro Mayenga. Katonda nga yemubeezi, ajja kutuwanguza. Anti ye talya nguzi. " Do not worry, go slow, be vigilant, be humble but sure".
❤❤❤❤❤
Tweyanziza nyo Ayii Beene ❤❤❤❤❤❤
Mukama katonda nsaba owangaze Buganda engwanga lyange🙏🙏.
Aya Allah nsaba oyongere kabaka obuwangazi, abalabebe basware.Era nsaba abalabebe obawe emeere bakute babungote😌😌
Yogayoga ayi beene okutuka kumatikirago 31 twebaza katonda 🙏🙏🙏♥️♥️♥️♥️
Ayi katonda kuuma Kabaka wange.
Ayi mukama tuwangalize kabaka waffe
Kabaka waffe ffena ssi wa buganda ssi wa Uganda yoka wabula wa Africa yona tuja kufafagana na muntu yena azanyira ku kabaka
Kantwaale omukisa guno okwebaza katikkiro eyawummula owekitiibwa Mulwanyamuli Ssemogerere. Webale ssebo kulwaniririra Buganda wamu ne banno bonna abakoze n'abakyakola kati. Webale ssebo katikkiro Mayenga. Katonda nga yemubeezi, ajja kutuwanguza. Anti ye talya nguzi. " Do not worry, go slow, be vigilant, be humble but sure".
Wangara ayi ssabajja kabaka
Wangala Ayi Beene
Mwali mutugamba tasobola kwogera muyi😮
Abadde mayengo melere
Tetubongotta Buganda kuntikko
Mayiga buganda yagyikubye ekigwo😭😭