Agtaliikonfuufu: Maama Nagaddya awambye omwana we nakaanda bba ssente .Abadde tabalabirira.
ฝัง
- เผยแพร่เมื่อ 5 ก.พ. 2025
- Waliwo maama atanywa guteeka eyeekobaanye ne muwalawe omukulu nebawamba omwanawe omuto n’ekigendererwa eky’okuggya mu kitaabwe ensimbi. Ono bwakwatiddwa ategeezezza aboobuyinza nti aludde nga asaba kitaawe w’omwana ono obuyambi n’agaana kwekumusalira amagezi azimuggyemu. Bakwatiddwa Poliisi y’e Nateete.
Don't forget to subscribe to our channel and follow us on the links below:
/ bukeddetv
/ bukeddetv
/ bukedde.ug
/ bukeddeonline
Agtaliikonfuufu: 28.01.2025
Ssanyu Robinah Mweruka.
#BukeddeTV #UgandaTV #UgandaEntertainment #UgandanNews
#LocalTV #BukeddeTVUpdates #UgandanCulture #UgandanMusic
#BukeddeNews #UgandaTelevision #UgandaCelebrities
#AfricanTV #UgandaTalkShows #BukeddeTVClips #UgandanLifestyle
#BukeddeSports #UgandaShowbiz #UgandaDrama #UgandanComedy
Omukazi bamute talina musango abade yeyiya kuba omusajja kirabika tamuwa buyambi bwabaana ate nga azirina ate nga takiriza mukazi kugenda kukola😊
Kituufu
Olwo musango gwanagomola
Ate eduuka mweyesibide lyani
Ate ligaana taata wabaana kulabirila baana be???@@KiyembaDeogratias-r1i
Omusajja bwebuzibu 😮 omukazi talina musango bambi
Obuzibu bwa basajja butarabirira bana😢😢naye nze i can't do it for my kids
Omukazi agambye omwana omuwambe taata amwagala nyo so, kiki ekiraga nti amwagala bwaba tamulabirira?
Kisobokela ddala bulunji omusajja okwagala omwanawe nayenga ekikwatagana nobuyambi kizibu ddala
Abasajja mutuvekko, naffe turina ebizibu byaffe ebitumala.
Era omusajja omusajja omusajja
@@mutagubyaabdukaweesi4404wanji taata 😂😂😂😂😂
Aboluganda okulokoka kwa bwerere,Yesu lye kkubo namazima nobulamu buli ajja eri Yesu taliswazibwa,kkiriza olwaleero wetwalire Yesu Kristu okuba omulokozi wobulamu bwo olwaleero kuba mu ye yekka mwetugenda okuyita okutuuka eri kitaffe Katonda ali mu Ggulu nga tuvudde mu bulamu bwensi eno, aboluganda Eggulu lya ddala ne ggeyeena yaddala, kkiriza olwaleero okulokoka owone geyeena wenenye ebibi byo otandike obulamu obupya ne Mukama waffe Yesu Kristu kuba bonna abamusembeza yabawa obuyinza okufuuka abaana ba Katonda... Mukama anawe omukisa.
Romans 10:10
Amina
Amiina
Muwe abakazi bemuzalamu obuyambi kati laba jebituse😢
Omusaja abade tayamba mukazi Bambi mumuleke abade yeyiya nga omukazi😂😂😂
Omukazi mutufu abasajja tebalabilira banna
Bambi otamuwa buyaambi kyeekyamuvilideko okola ekyo bamusonyiwe
Ndowoza tutandike bakola bwetutyo awo mujakudamu kumagezi 😏
Mude mukyalo mulime muve mukatemba
Anti temwagala kulabilira baana mubulungi.
Abasajja beyuganda mulenga amanakani
Wa, bwoliyiga okuwandiika we will care
Gwe atategela nolwesonga eyo wenenye weka
Oli single mother?
Learn how to control your self owandise kintu kifundu Kya a bantu abafa naye balamu bwoba oli omukyara wedemu
Aga gravity😂
Abasajja temwagala kulabirira family zamwe
Ambassador bizonto and whistle blower entebbe road
Also men should take care of your children 😂😂😂
Sibwitegede mama yawambwe meana wee😂😂😂 so we're is case kumanina
Agasajja agatalabirira baana
Omukazi mumuleke. Abakazituyita mu bingi okubeezawo abaana. Musibe omusajja
She forgot to turn off the location in her phone settings 😂
😂
Even it's it's off so long as the phone is on they can always get your
Anti abasajja tebagara kulabilila bana babwe😂😂
Naye banange tulagawa😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Kibagwana abasajja abatawa baana buyambi
Banange mulokoke abaami nabakyala
Abakazi mulekere awo okweretera ebizibu. Teri mukazi atasobola kulabirira baana be nebwebabeera bangi batya. Mwe mulowooza abasajja abalabirira abaana mu bakazi bonna bbo bali ku planet ndala nnyo? Mbadde nabo bali ku nsi kuno. Bakazi mwe mulabirire abaana bamwe nga temutuunulidde basajja, otherwise mukyakaaba twaha nnyo nga entulege. Ffe baatusuulira dda abaana baffe naye batwegomba era bejjusa lwaki baakikola batyo.
Oyo sister wa hajjati zura😮
😅😅😅
Okuwasa omuganda oba wetuze
😂😂😂 your omuganda man😂
@@kasumbahenry5983 mbu omusajja yawa🤣🤣
Anti Dr.Fred Ssebata yabagamba mbu "buli akugambako togaana ye ng'olabye n'ekisa🤣🤣
Bwavuki when you got that shop
😂😂😂nze ne family yange katusirike kubanga tetulina maanyi
Banange obwavu kibi ate abasajja muyige okulabirira abaana
Twaala eri naawe enkya bajja kuwamba wamulala babasibe , omwana kirabo katonda akikuwa buwi , bakole bave mukwesiriwaza
Naye omukazi talina musango. Omusaja wuuwe. No omwana wuuwe
😂😂😂😂😂
😂😂😂😂 bamama
Omukazi bamuleke
Seriously
Yes 😂😂😂😂😂
@nalubowaDoreen I couldn't believe
@@lincolntamim3544 why
Lwaki teyamuloopye ku police kati agenda kwongera kumwagaala oba nomussajja avunanibwe.
Oyo omukazi kadama 😂😂
Neda ssebo 😂😂😂😂
😂😂😂😂😂
😂😂ekikulu abassajja bakondo
I thank my passport to stand for me kuba nsobola okulabilila abaana bange
Am sending you my hug 🫂 dear
@miremberebecca4349 ❤️❤️❤️
Mulongo babirye. Kati webaza passport
I don't blame her they should release her Men you are the reason why we such first of all you don't want to look after your kids 😔 Kati muja tulaba kimafiya
Naye Banange 😝
Naye mukama sasira
Abasajja muyitiriza obutalabirila baana bamwe
Mbu bakamuwa 200000 . Which means the man take care of his children just omukazi kirabika ayagala bwagazi kugenda bweru afune ezisiga kuzebamuwa. Naye amwongede busungu kyatamanyi.kyenjizemu Ekitegeza kibinnyo okulaga omwana gwosinga okwagala Kuba bayinza omukozesa nga ekyo kulwanisa 🤔
Omukazi talina musango
Some ladies they don't want to work
Abasajja muwasse enju kati laba ekikazzi bwekityo fetuli Eno tukola bwakadama museka kamukiwueire
Ebyo ebys police trbilina misango gyolina makulu..banamwe mubaleke
Sente efuse sente yarabi time for school flee. Abasaja temwagwara kuwayo school fees
Abasajja temwagala kulabirila bana bamwe kababibakole
Naye banage which kind of mama is this even though your looking for money. They deserve to be punished with her daughter
Bwoba wesobola buli omu sibwali,
Atoba tebangala kulabirira baana babwe kababayiye
Kika 😂😂😂
😂😂😂😂😂obwavu wano wetutusee
Abasajja mulabilire abaana
Imagine sente zatademubokutrakinga . Mama akoze bubi naye bamusonyiwe . Omwamu amuwe sente agende akole mubawalabu
Sorry madam 😢
Okwagala kyeki? Mwategerera kukyi nti taata ayagala nyo omwana nga ate tamulabirira? am just asking
Some ladies also 😂😂😂
Wabula abakazi mweyagaliza ebibi kati olwo singa bamuwamba ebyadala munakikola mutya
Abasajja be Uganda bakutetenkanya tebakyawulira
Abakazi era mukyaafa nnyo
Ago amagezi gebakozeseza gamala okukola emirimo ejjileta sente
😂😂😂😂 mazima
@@mutagubyaabdukaweesi4404 okyogera lwakuba oli musajja naye nga ffe abalabilira abana baffe we can understand her
Banange awo wetutse
Bamusonyiwe bambi abadde yeyiiya
Abakazi abasinga bagala kuzala buzazi balowoleza munsawo zabasajja booka
Uganda kuyiya abasajja they don't care on their childrens😅😅😅
😂😂😂😂
Uganda tulagawa
Anti taata tayagala kulabirira mwana
Leave the woman and girl alone. The guy is not taking care of them. What can they do? Just forgive them
So, you support such stupid decisions?
The mother was looking for a Way to get school fees Free single mother
People are supporting the act of a mother kidnapping her child in the name of acquiring money from the father but to me, two wrongs can’t make a single right ✅️. As women of integrity it shouldn't cross your mind because that experience will never leave the child's memory. A child is an expensive gift from God that shouldn't be exchanged for anything or used to gain material things
Blah blah blah, with your nonsense.
😂😂😂@@itsalegendsproduction
I support you and me to get money I frame son to be sick and talk with the doctor so we do it according to the behavior of men not supportive
Dumb brains dumb choices
But you can be supportive to you child as a mum , what a man can do also a woman can do. Where men get money for child support also ladies can , stop giving men alot of energy where they don't even deserve , imagine going to jail because of 200k no serious woman can allow this
Abasajja batutama tebagaba buyambi bumala wade eruda omukazi yakoze kibi
Mbisaja mwe murabirire ambana mbamwe