Am still laughing whenever remembering gd mrng my neighbors 🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣eno season yakututamu omuntu tho sorry my Ndagire 😢😢😢😢😢😢😢😢kyoka weyisa kimbejja ki maama
Kati ye Joan yali akiriza nga takimanyi nti omusiguze takuwasa ye yali takimanyi nti Kazooba musajja mufumboafulume lwampaka tatutama abakazi abenzi batam
Allahamudulillah we are still alive because of his grace and take a minute to thank Him for everything ❤️ ♥️ 💖 💕 🙏 and good evening to everyone 😂😂😂😂😂. Kazooba and Ndagire until the last breath 😂😂😂😂😂❤❤❤and Kisitu Iam tired of you to ask money from Kyobe 😢😢😢😢
Alhamdhulillah ya Allah tabarak Allah for the gift of life 🙏 and protection upon 🙏 hustlers .we are so grateful ya Allah 🙏🙏🙏Asalaam alaikum warahmatulahi wabarakatuh gud evening everyone here 🙏🙏🧎♀️
Tuva mubizibu batuza mubizibu mumbejja yanoba ewa Timo nafuna kazooba aba family ya kazooba nibamuyisa bubinyo nabigumira nebamuvako nabasingura kati Joan oba avudewa 😂Ono alabye nobufumbo banange
Osasira omuzadde omukyala maama wa kimera...mubuli season akaaba akaabye ogwa kimera,akaabye ogwa Nakimera,akaabye ogwa Nvanungi kati agenda Kaaba ogwa Ndagire.ekyaddala maama ye kunsi kunno abeerako ddi omusanyufu buli kadde aba yeralikira baana
Mwaana gwe omuzade omukyala tawumula
That's why i love my mom ❤❤
@@ruthywilliams8965 nkugambye bambi ye tawumula
@@Matty-siiddy ♥️♥️
And for ndagire's case, it's d 2nd time😢😢😢😢but may God give her sm happiness
Maama kyobe takyazungira wa kyobe kuba now she knows her son is in the right hands😂😂
kyogereko mwana gwe
Yalizunze Natuwera Kisitu level 😂😂
Bwekyiri 😂😂😂
She will start abawaddemu kabugole
Mazima mwanagwe kyogeleko 😂😂😂
I'm in Syria 🇸🇾 now, no peace 😢please 😔 GOD protects us. Thanks for the good movies, bambi, but we need prayers 🙏🏽 😢 bambi ❤❤❤❤
🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏
God will protect you dear
🙏 🤲
May the almighty God continue to protect u all
May the Holy spirit intervene bambi.
Psalms 23.
Read it and trust God.
Mwe baana mwe am going back home this weekend 😊😊😊I thank God for Provision and protection over my life this year ❤🙏❤❤❤
Amen safe journey dia and pray for us who are still hustling
@violanairuba9201 Thanks love 🥰 Amen 🙏 May you stay strong and protected
@@NaluwoozaEstherVivian Amen
Congratulations dear 👏🎉🥳
You come in silent mode but you go back in loud speaker 😂
Team kyobe 🤣🤣 not giving kisitu even a single coin🤣🤣🤣
Hehe mazima 😂🤣 naye
Okitegeera bby 😅😅
Mulo 😂
Kyobe sebo bakuwe kyonywa bby😂😂😂😂😂😂
😂😂😂😂😂😂 okitegela
Not in hospital
Not in jail
Not in Grave take 5sec to say Alihamdulillah 🙏🙏 thanks for uploading ❤❤❤❤ Naye nga mwasibye mutya ba sweet 🎉🎉❤❤❤
Glory be to Lord 🙏🙏
❤❤❤🙏🏻🙏🏻🙏🏻🙏🏻
Amen yarabbi mungu walaiii 🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏
Thank u Lord wange
Team kyobe and Anita lelo teli kuwa kisitu sente😂😂😂😂😂
Kisitu anonye sente ndaala naye ekisajja kiswaza kinno 🏃🏽🏃
Alinga ekifulusi Kya dimbuka 😔😔😔😔
@@Fatia-x5s😂😂😂😂😂
Okitegera😅
@@alen1570kyabamanya kawedemu daaaaa😂😂no frusi
😂😂😂😂Guys clap for kyobe 😂😂kisitu ojja kiwuliira 😂
And the way kyobe was listening mbu "mmmh mmmh"
Haa😅
😅😅😅leero kisiitu omuko amuvudemu
👏👏😂😂😂
Kyova olaba Angela yali yamugoba ewuwe😅😅😅omuntu asabiliza atama
Imagine from January till December we are still breathing because of God's grace and mercy upon us and our famillies, praise His holy name❤❤❤
Amen 🙏🏾 🙏🏾 🙏🏾 🙏🏾
I'm in Syria 🇸🇾 now, no peace 😢 but I thank God for protection 🙏🏽 🙌
Amen dear we give glory to God
Bby gal thanks for commenting I can see your comments in every serie team kazanyo ku kazanyo keep it up ❤❤❤❤
Yebazibwe mukama
❤Ayi katonda nkwebsza olwokumalako contract yange in one house without going back to office.
Glory be to God
Congs dear 🎉webale kola mkno ❤
Amiina ekitiibwa ne tendo byamukama
Congs dear God's grace 👑 🙏
Amen 🙏🏻 🙏🏻 🙏🏻 🙏🏻
Kisitu must be a son of salongo in neighbor 😂😂😂
Gemaziima Wabura ye atamaaaaa😅😅😅😅
Kyogeleko mwana gwe🤣
Akisajja kikulu kwebuza magezi
Kituufu koz atama
Of course
Esonga ya Ndagire yetagamu Nvanugi 😂😂😂😂Oyo yayiza okusobola Joan oyo
waaama okategedde bulungi💪💪💪💪
Tolimbye mada
True 👍
Mazimaaa ❤❤
Okitegera
Abolugandda mukama mulungi Mrs Ndagire lwana makazi tofuluma nnyumbayo🎉🎉🎉🎉🎉🎉❤❤❤❤
Mukama mulungi ekisera kyonna era zemberaze wewawo 🙏🙏 Christmas festivals enungi naye tonywa novuga
Wewawoooo 🧎♂️🙌🏼
Okitegera
Joseline nga yatawanya Daga. Kati let Ndagire feel this kazooba 😂😂😂😂😂
Wama yatuka nokumusibako omwana😂
Kale leero munyime likes zamwe ngambasose 😂😂mujebale jemutusako amaso❤
Ani yakugamba nti asooka yafuna likes 😂😂
@crowienassazi Ndaba bazisaba busabi kyovolaba nange nzisabye😂😂
@@Olive-k6j kati mu likes ofunamu ki🤔🤔
Nawe jebaleko jotusako 👁 👁 👀 😂😂
@OliviaMamas-qh1dy muganda wange jiwede amaso gakoye gagara kuwumulako😂
Team Qatar 🇶🇦 Ffe abasose today 😁😁 abakubi baki broom 🧹 ngamba ekyeyo mujjebaleko
Webale tukikirira
Number one feba team Saudi twajekwata okitegela ❤❤
really
really
Am here sitting dear🇶🇦🇶🇦🇶🇦🇶🇦🇶🇦💺💺💺💺💺💺
Naye banange lino esaja li Kisitu 🙄🙄the way Kyobe was listening Kisitu's words😂😂😂😂😂wama Kyobe toguwa😂😂😂😂😂
Litama🏃🏃🤣
Naye Kisitu ontamye banange Anita yakugoba mumakaage neera okomyeewo kusabiriza😮😮 wamma Kyobe webale butamuwa yadde ekikumi😂😂😂
I knew that Kyobe can't keep quiet he has to tell Anita omutukirivu about kisitu 😂😂😂
Obvious
😂😂😂😂
Banange wano obuffumbo webukutamiira kati ndagire alikukyokya bambi kazooba stand like aman ofulumye Joan nga ndagire tanagenda
Ndagire yemusilu omusaja waaba siyakuretede omukazi lwaki oba tomwegobera kati nze omukazi ayinza okunema okufulumya
Wangi mada nze silwaniira musajja gwenalaba obukulu ngebeere
Ndagire yeyaggulidde omukazi atenga bulikimu yabadde akitegedde
@@NampeeraMaria-e4smwana gwe tufanagana nange silwanila musajja 🙅♀️🙅♀️omusajja bwaba jyagala yalina okunwanila👌👌
@@crowienassazimwn gwe osaaga n'obukazi obuyingirira amaka ga banne bago sibwangu
Nomuntu asabiriza Alina engeri gyafananamu entamu efumba obuwowoolo😂😂😂😂😂😂😂😂
Hoooo
Mukazi togeza ntaamu ya buwowoolo ku kisitu hooo 😂😂😂😂😂😂
😂😂😂😂😂😂😂😂 onzise
Mukwano entamu yobuwowoolo jijjemu bino ebintu
😂😂😂😂😂
Kazoba owafe bukyanga tasobya rero yasobeza Bambi
Praise God every one for the gift of life and joy 🙏🙏🙏🙏🙏
Douglas aka kazooba bino ebwobwenzi tabisoboola,abalekele mulangira kuba Oli senior 😂😂😂😂😂😂
😂😂😂😂
Oli abuyinamu ne PHD
And paddy or kofi😂😂😂
Oli newomulaga video agamba siyeye😂😂
Ne mulagira tasobola nkwenda mpozi William ayina degree mu nkwenda
Ehhhhhhhhe 🫢 banamwe 44sec 24 comment esimu zibali mungalo😮😮😮😅😅😅
Team ndagile and kazoba kiss my comment ❤❤❤Joan sikilungi kwesiba ku musajja olwoku yakwagalako 😢😢😢😢
Lwaki nya mwagala nye 😂😂😂 amwesibeko mpaka
Nekilala omukazi yasalawo okumwendako kati avile munne
Atakwagala oba omulaba
Wama mugambe abelengaze kubanga boboka yajimenya kati namuleka era sisobora mwesibako
Obuzibu yafiilwa amaka ge nange nandikoze kyakoze no peace
Omusajja tebamweyalira mrbamwebika😂 in Sheila's voice 😂
Nkugambyee😅
Okitegera
Bambi Kazooba 😂😂 mbu oba navakuki okwenda 😂😂 Sebatta weyagambira nti sitani yankema 😂😂😂😂
Mazima 😂😂😂😂
Wana sitani
😂😂
😂😂😂😂
😂😂😂😂😂😂😂😂
Oba okyekunganya ogugwa mu love 😂😂😂😂 nolaba Ndagire nga owoloma 😂😂 nasalawo osigala mu byakiyayi😅😅😅
Biwoobe 😂😂😂
Kisitu oswadde this tym round no money go & work
Kazoba will neva go for mwenzi ever again 🤣🤣🤣🤣
😂😂😂😂😂😂
Kisitu atama kyagamba bulijo aberawo atya
Olowooza babiwulira 😂😂😂 era amala nadayo
😂😂😂😂
Ate alabiika in real life asabiliza coz part yamufanana😂😂😂
Am still laughing whenever remembering gd mrng my neighbors 🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣eno season yakututamu omuntu tho sorry my Ndagire 😢😢😢😢😢😢😢😢kyoka weyisa kimbejja ki maama
😢Eno ndalamu...😂😂😂😊
Omukazi namba bbiri yabuziza kuba Neiba be😂😂😂😂
Yasoose kubuuza ku omwami,naddako muggyawe,olwo neba neiba be mu luzungu in her voice mbu gudmng ma neibaz
Ono Joanne mulalamu😂😂😂😂😂😂😂
Sablina wa timo no2😂😂😢😢
Naye singa buli mukazi gwebagalako abeeranga Joan hahaha abasajja bandiyize kuba omukazi akuteekako embeera😂😂😂😂
Era nze ndi team her😢😢, tukooye😢😢
Nkugambye
Kisitu wewumuzeko va kumaka nga Anitah omutukilivu 😢😢😢😢😢😢😢😢
Number 6 😂😂 live mukiyumba e Saudi Arabia
Ensonga muziyingizeemu nva nungi abafulumize malaya eyo joan
Okitegera
Team Kyobe bitalya mu Anita okutukirivu lukwe wea au😂😂😂😂😂😂😂gwe Joan tuvire mumaka gafe😥😥😥😥
So Kazooba agoberedde biragiro bya Angella 😂😂😂😂
Once Angella said.......
Lwaki toyagala kwenda basajja bano benda gwe olwaawo😂😂naye ye Kazooba okwenda kumufukidde akabasa😂😂😂😂😂
Naye banange
😂😂😂😂😂
Naye banange 😂😂😂
Mbu omusajja omukulu atayenda oli musiru😂😂😂😂
😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Praise God ba dear ❤❤
Josephine, as in Ella, nawe listen to your husband 😢😢 are you not tired of crying like baby everytime 😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Mukama tukwebaza olwobulamu bwotuwadde, wonya endwadde nabatalina milimu tufune, nkulabyeko ng'okola kyenva nsalawo okusinza.
Amen yallabi
Amiina
Amiina
Naye Tanansi jjaali.oba akathente bakamubako😂😂😂😂
Batugamba Alina kyayiya😂😂era tumulinze
😂😂
😂😂😂
😂😂😂😂🤣
Mbu ali Dubai😂😂😂😂😂
Imagine mbu muramu temundekerera bintu bino as if bweyari yepicha ne Joan bariwo😮
Team Ndangire and kazoba gather here Teri kunoba😂😂😂😂
Oyo Joan asaga ensobga ye telina gumba talina mwana talina lubuto just yamwagalako
Okitegera❤
I thank God nti none of my relatives beg beg my husband, thank you Lord❤
Another day to praise the lord 🙏🙏 2024 soon ending thanks be to God 🙏🙏
From January to December thank you for gift of life heal the sick and unemployed people hi gombans
Alhamudulillah
Praise God eee today I can't believe am also among the first 10😮😮😂❤❤❤❤
The way Kazooba is looking u may think hiz innocent era ye tayendangako😂😂😂😂mwenda nnyoooo kazooba kokirabeeee😂😂😂😂
Ne joan mwenzi kwesiba kumu nne olwokuba alina sente lwaki teyisiba ku john nga naye bamukwata naye
Naye mwe ba who believes 😂😂😂😂lwaki mwagala otulowozesa nga ffe situtegera😂😂
😅😅😅😅😅
Nayeee nze Eno comment bwengiraba nji likinga naye yanketadda
😂😂😂😂😂😂😂😂 kyoka kyembade ngenda okuwandika 😂😂😂😂 happy new year 2025 gal
Kubawo nyo awoo dear
😂😂😂😂😂
Naye kisitu atama kati okusabiriza akwongeddemu obukodyo obupya😂😂😂
Kyantama
Okusabiriza yagufuulira ddala omulimu😂
😅😅😅obukodyo
Kyoka he said kyobe mufere naye ayagala mukuba pipe😂😂
😂😂😂😂
Joan by force 😢😢nange ndina amaka ge genda okuwamba 😂😂😂😂😂
By force😂😂😂😂
Hahaha😂😂😂😂really?..
Rairaaaaaasa 😂😂🤣🤣
Nkuwagira bwebaba baonoona agago😂😂
😂😂😂Katukusabire
Wana Ndagire kasita yegwe general 💪💪💪💪
Naye Nga Hajji Nga anyumidde entalabusi 🤣🤣🤣🤣
Omuvubi hajji takyabitegera 🤣🤣🤣♥️♥️
Afukidde ddala Hajji
😂😂😂😂😂😂😂
😂😂😂naye banna mwe 😂😂Hajji Kazooba ye Ali bulala
Bwoleka 😂😂😂😂
Praise God ba swt let's go ❤
Amiina dear
Amen
Ameen
Amen 🙏
Amen dea praise him so much 🙏
Nze NDI team ndagire mpaka last wabula kazooba Oyo mujje munju ya ndagire kuba kiluma naye nakimera nawe kakana tobogola
Ka Wogana nga akali kafumbidwako mukifo kyokukakanya sister we nti omusajja yetonze amusonyiwe bafulumye kakazi
Okitegera 💞 hi five
Director wa Aromantic mbadde nsaba Joan ne Kisitu mubankwase kuba betaaga mkono gwa kyuuma 😂😂
Naye nze omumbejja Ndagire Ayina gwanfananiramu omuwara yali eyo ekasensero oba baluganda oba yeye😂😂😂😂😂❤❤❤❤🎉🎉🎉🎉🎉🎉 7:42
Kirabika webali bakwata video lwe wabalaba😂😂
Thanks God for the gift of life i feel sorry for kazooba 😢ndagire yakola nga buli kimu wali onoonya ya blue wajifuna😂😂😂😂😂😂😂😂
Kisitu is like my big bro😂😂😂😂ever money money njagala money in winniez voice 😂😂
My husband ex he was addicted to money
@Nakanwagimayimuna layila 🤣🤣🤣🤣
Nkedde lero ndagire mwana wange ebizibu tebabiduka munange Guma olwo olinga awadde mujyawo ebettu yegazanye buli wamu bonosanga nga omusajja amufunyisiza olubuto onokola otyaa😊😊😊😊 Guma munange
Ndowooza guno omulembe gwakwesiba ku basajja Joan ne Alisha bali bulala kyo Ella aka ndagire yakafiramu 😂😂
🤞🤞🤞🤞🤞🤞
First today🎉🎉🎉Bambi Kazooba kyimutudeemuu😢😢😢
Naye kisitu baakuwa character embi boi 🤣🤣🤣but you have acted it well 🥰🥰
Ekitufu kirintii afanana okusabirizaa yesimwagala ne mu reality ,,
Nange mubazanyi ekyo ekisajja kyanema😂😂😂😂@@SwabulahPatience
Team Joan teli kuva mumaka ga kazooba 😅😅😅😅 kuba naye yayonona agaffe😂😂😂
Waliyo😂
😂😂😂😂😂 Okyitengela
Ba side chick nokwegumya 😂😂😂😂
Mwana gwe lwakuba Ndagire annuma naye kazooba kimugwana sebo munne yamulemesa kati ye yeyagala😢
Kati ye Joan yali akiriza nga takimanyi nti omusiguze takuwasa ye yali takimanyi nti Kazooba musajja mufumboafulume lwampaka tatutama abakazi abenzi batam
Guys landlord akyalemedeyo mubululi bwange nange ndinga kazoba 😅😅tuva mubizibu batuza mubizibu 😅😅😅 team ndagile mukama yebazibwe 🙌🙌
Naye banange nze nakugambye omuwe gologosa arye😂😂😂
Yatuseyo atya dear😂😂😂
Muganda wange owonye okusasula rent😅😅
😂😂😂😂😂😂oremwa
Take pics nga yebase ffe otuwereze ku nudes tulabeko😂😂😂😂
Mwebino leero mbasoose 😅wululuuuuu 📢 😂😂😂🤸🤸🤸🤸
Wabura love yalema kyobe awoza relax alinga ajigamba nyazarawe😂
Ntuse nange mwebale kutuwerezza ba dear ❤❤kasufu nyoo
May God answer all your prayers 🙏 ✨️ 🙌 ❤️
Amen 🙏
Amen 🙏🙏
Amen
Amen dear
Amen 🙏 🙏 🙏
Assalamu alaikum warahmatullah wabarakhatuh
Alhamdulillah for everything ya Allah 🙏🙏🙏🙏
Waliekum ssalamu warahmatullahi wabarakatuhu ❤
Waleikum salam walahmatulahi wabalakatuhu Alhamudulillah
Wa alaikum ssalam warahumatullah wabarakatuh
Wlkmslm warhmtulh wabrktuh dia 🙏❣️
Alhamdulillah yarrab 🙏 indeed for everything ya Allah
Waalaikum Salam warahmatullah wabarakatuh amiinah yarabi ❤❤❤❤❤❤❤
Naye banange nakimera yawa amagezi as if yafumbirwako😂😂
Katama
Oba tokimanyi mbu omugumba agaba oluzaalo 😂😂😂😂😂😂
God am so grateful for you mercy, protection and provision 🙏🙏🙏
Ba maada twatuuse dda muliwa ewatuufu ❤😂😂😂
Mukisenge kya Joan 😂twagala mufulumya😂😂
@nalugonvumariam3792 ate nga ayagala apartment ne bridal salon 😂😂😂😂
Tuli mukisenge kya joan tunyenya mabina
Tuli mukisenge kya joan tunyenya mabina
Tuli mukisenge kya joan tunyenya mabina
Oba nava kuki okwenda in kazoobas voice😂😂😂
Eno ndagire akaba ne mu neighbors ella akaba mukazi wafffe who feels sorry to her bambi😢😢
Baanamwe ani ayize nganze ngandaba kisutu kunsonda alingiliza wabula nfaaa😂😂😂
Kazoo Kazooba okigwana abassajja muzunga ebitasana😂😂😂no one talks about joans beauty 😊she is beautiful bambi🤭
Omugobe Kisitu tewesiba kubantu kilabika ne Angela okukugoba ewa Kimela wasoka kwekola ekyo, sebo genda okole va mukusabiliza oli musajja ki gwe amanyi okuzala nga tomanyi kukola sente wabula okutega engalo banafe temutufukila migugu.
Tuva mubizibu mutuza mubizibu twakava ku kyobe family ate kati kazooba family 👪 hoooooo 😢😢😢😢
Am the first today baganda bange
Katonda mulungi 🙏🙏🙏
Part ya Joan elina engeli gyendetera obusungu nsi nze ndagiire banange oooooh 🔥 🔥
Bambi Kazooba wange,, mpuliira mukwatiira ennaku. ❤❤❤
Gwe ate Ndagire tuza nyash wansi ofumbe nga wagumira mugandawe ate nga mwali babiri guma
Mulamu naki.atabuse😂😂once timo gets to know wats happening in kazooba's home, he will rejoice in Arabic letters😂😂
Atte mweno sn Timo Aine okudingana ne suzie
😂😂😂 kazooba yabuuza nti oba yavakuki okwenda.ssebo Kazooba nsaba okutegeeza nti ako Kalombolombo buli ayitibwa omusajja ayina katukiliuza 😂😂😂 bwakamaliliza nadda mubufumbo nebutambula bulungi 😂😂
GOD IS GOOD ALL THE TIME 😊
Ky'oka bambi abatali benzi ayenda gumu nga bamukwata naye waliyo feee ba pro😂😂
Wangi maama
😅😅😅😅😅
😅😅😅😅😅
Babulire😂😂ate nga otika kajegere😂😂naye ono just omu naye amutunuza nga atategera
😂😂😂nze nange netya,walayi kilabika bandoga
Team kiyumba mu loo Abu Dhabi Kati nakicrop abuulilila naye oyinza ogamba ategeela nyo😂😂😂
Team nduhukire Kuba ansesa
Team mohammad city
Team Saadiyat
Well done Kyobe👍oyo Kisitu asiliwalile muli😏
Nayeeeeee 🫵🫵🫵🫵🫵 kisitu kyanalelo olaze obunakubo 😅😅😅😅 otama
Kisitu lero otambude gwabwerere 😂😂😂😂😂kazooba leka Joan aberewo you don't remember Dauglas joseline kyeyamukola yaleta William munyumba 😂😂
Alhamdulillah for today yarabi thanks Allah for everything ❤❤❤❤❤❤❤❤❤😢😢😢🎉🎉
Kaban ku disco team Joan fena tubifirwe gather 😅😅😅😅
Allahamudulillah we are still alive because of his grace and take a minute to thank Him for everything ❤️ ♥️ 💖 💕 🙏 and good evening to everyone 😂😂😂😂😂. Kazooba and Ndagire until the last breath 😂😂😂😂😂❤❤❤and Kisitu Iam tired of you to ask money from Kyobe 😢😢😢😢
In every movie this lady Mumbejja aka Nabunya suffers wz love yarabbi 😢😂😂
But in climax she was pro😂😂
Mwana gwe Josephine yatukabya😂😂@@FirdausNatwijuka
Lèero nkedde mupe ku bu like ba team Ndagire❤❤❤
Nzuno mukwano 😊
Nkuwadde baby
@@babiryefati-td2uo Webale ka sweet
@@Nansubugahadijja-h6e Webale nyoo dia
Alhamdhulillah ya Allah tabarak Allah for the gift of life 🙏 and protection upon 🙏 hustlers .we are so grateful ya Allah 🙏🙏🙏Asalaam alaikum warahmatulahi wabarakatuh gud evening everyone here 🙏🙏🧎♀️
Lero njagala kulikinga and reply every comment ne ba who else believes lero mbawadde ka offer❤😂
😂😂😂❤
Tandika nange😂
@@nalugonvumariam3792 comment yo nga sijilaba
Naye Kisitu imagine getting transport to go and beg them bakume wejjuse obusentebwo obwa transport 😂😂
Tuva mubizibu batuza mubizibu mumbejja yanoba ewa Timo nafuna kazooba aba family ya kazooba nibamuyisa bubinyo nabigumira nebamuvako nabasingura kati Joan oba avudewa 😂Ono alabye nobufumbo banange