Aboluganda nange mbategeeza nti okulokoka kwa bwerere Yesu Kristu lye kkubo namazima nobulamu, kkiriza olwaleero wetwalire Yesu Kristu okuba omulokozi wobulamu bwo, wakisa era asonyiwa bwewenenya ebibi byo yensonga lwaki yatufiirira Ku musalaba yatusasulira dda omutango ku musaalaba bweyatufiirira olwebyonono byaffe ffe tusonyiyibwe, Kati dduka ekibi otandike obulamu obupya ne Mukama waffe Yesu Kristu ngokola obulungi kuba Yesu Kristu akomawo mangu okutunona dduka ggeyeena mukwano asobole okuyingira Eggulu nga ovudde mu bulamu bwensi eno, Mukama akuwe omukisa ngosalawo okwetwalira Yesu Kristu okuba omulokozi wobulamu bwo,jjukira Yesu Kristu ye Kabaka wabakabaka era Mukama wabakama. Soma Kubikkurirwa 3:20
Kati wano okulokoka kwo kujjira wa. Okulokoka okwammwe ssi kwekwo yesu kristu kwayogerako mmwe okwammwe kwa mubiri bubiri ggwe toraba nga omuntu ne bwava mu ddiini enkadde era agenda mu maaso n'okwonoona okugeza nga okwenda,okuva ku mukazi wo omutuufu owe mpeta nga Dr Livingston kiganda bweyakola,kakande ku bbiri,Hajj Budingo n'abalala Bangi. So okulokoka okwammwe ssi kwa mwoyo wabula kwa mubiri bubiri kubanga tekubagaana oba tekugaana n'akatono ndiga za church kwonoona nga bwezagaala
E court emujjeko ebyappa ebiteresse mu kiffo ba lawyer bombi kyebanakiriziganyako( safe custody). Law firms ne court ziba ne Vault. Oba omu kubalawyer abitereke on behalf court. Court we byagirira oba nga omusango guwedde ebimusabe.
Kamali akirize nti nebwaanatunda era agenda kuffa, so he shd leave the properties for the kids, abantu bameka abafude nga babatute ebweru, look at former speaker olannya😢
@ngandajanat4965 n that's y the lady is fighting to keep the properties intact n not sell them, Kati gwe owagira omusajja atunde sente Zona bagenda zimubako nga bamulimba mbu agenda kuwona n in reality the writing is on the wall, agenda komelawo mukiveela
@Lilly-p6l1y bino sibya mukama, gwe kamali ebeera gyaalimu, ne ebyo ebiyiso ne ensigo Zona nvuundu ate era gwe nolowooza mbu omukazi ayinza omusooka kuffa, omanyi obuzibu abadugavu amadiini gatusiliwaza, bwoba oliina a chronicle illness obulwade nga ensigo, cancer u are certain of death, era abasawo bakugamba, no budde bwobuzaayo, naye ffe twasiliwalila, mukatonda yatta, ate nga even accidents that u say mostly are as a result of human errors oba kuvugisa kimama oba emotoka nvuundu, kamali ebintu abilekele abaana
Much respect to brother Richard much respect ❤
Give the woman her share
Aboluganda nange mbategeeza nti okulokoka kwa bwerere Yesu Kristu lye kkubo namazima nobulamu, kkiriza olwaleero wetwalire Yesu Kristu okuba omulokozi wobulamu bwo, wakisa era asonyiwa bwewenenya ebibi byo yensonga lwaki yatufiirira Ku musalaba yatusasulira dda omutango ku musaalaba bweyatufiirira olwebyonono byaffe ffe tusonyiyibwe, Kati dduka ekibi otandike obulamu obupya ne Mukama waffe Yesu Kristu ngokola obulungi kuba Yesu Kristu akomawo mangu okutunona dduka ggeyeena mukwano asobole okuyingira Eggulu nga ovudde mu bulamu bwensi eno, Mukama akuwe omukisa ngosalawo okwetwalira Yesu Kristu okuba omulokozi wobulamu bwo,jjukira Yesu Kristu ye Kabaka wabakabaka era Mukama wabakama.
Soma
Kubikkurirwa 3:20
Yesu tabelangako mulokole newankubade maamawe newankubande abayigizwabe tekwaliko mulokole kati twala eli obufere bwamwe
Kati wano okulokoka kwo kujjira wa. Okulokoka okwammwe ssi kwekwo yesu kristu kwayogerako mmwe okwammwe kwa mubiri bubiri ggwe toraba nga omuntu ne bwava mu ddiini enkadde era agenda mu maaso n'okwonoona okugeza nga okwenda,okuva ku mukazi wo omutuufu owe mpeta nga Dr Livingston kiganda bweyakola,kakande ku bbiri,Hajj Budingo n'abalala Bangi. So okulokoka okwammwe ssi kwa mwoyo wabula kwa mubiri bubiri kubanga tekubagaana oba tekugaana n'akatono ndiga za church kwonoona nga bwezagaala
Webale mama
Nze bwewakuba omukyala nanyiganyo😢😢
Kasajja kabbi nyoooo
@@NamusokeJacent-o5y olabika wanyiiga mpola, nakati amukube 🤣🤣🤣🤣 oba yali amanyi wakubera wakitalo luberera
Abasubuzi batulekemu omusajja ayagala kwejanjaba okuleki
Team Mzee kamali
It's true naye bambi ayagala twagala byonna nga omukazi avilidde mu awo
Bambi mukazi watu
Oyo omusajja muyaye anyigiliza mukazi
Kasita yabwekolera
Linda lwe bali kikola mutabani wo
Kituufu Omukyala Abade mugumikiriza nnyo
Obuguminkiliza kitegeza kuba
Justice must be prevailed
Akasajja kano kabbi nyooooooo
Olimba nyo, that’s how women steal properties from men after death. Imagine this one is live but the woman wants to grab properties
Kasita kabwekolera
Justice mukyala kamali
Mr..kamali olimba nnyo
LWAKI okola Bwatyo
Kamali should serve as an example, ba taata mwena abemanyi elyanyi sawa yona gakugwa😂😂😂😂
❤️❤️❤️❤️❤️
❤❤
😂😂😂😂😂
Babiwulila
Hmm even the name tells it all kamaali means kasente😂😂
😂
Musajja mukulu ogenda Kufa ngowemuse 😢😢
Naye Nga lwaki omukazi tokiriza kyebakuwako newesonyiwa ebintu ebinakusa ekizibbu mwerabira nti kange akira kaffe bakyala mwawule ebyenfuna kyotali mwetegefu kufirwa tokigata namuntu
Kamali olimba nyo 😢😢😢😢😢
Naye nze ndaba ensonga zino bali basobola okuzimalira wabweeru wa court Naye okusiba ma'ama wabaana ndaba nga tekirabika bulungi 😢😢
Ekyo kyi fullfigure
Kamali nga oswade nyo lwaki naye dala?
Aswadeki nga balimukuwozanti ebyapa omukazi tabilina?
Sorry Bambi taata 😭
E court emujjeko ebyappa ebiteresse mu kiffo ba lawyer bombi kyebanakiriziganyako( safe custody). Law firms ne court ziba ne Vault. Oba omu kubalawyer abitereke on behalf court. Court we byagirira oba nga omusango guwedde ebimusabe.
Big up daddy kamaali paul
Omanyi ekitusisawa titaawo okuwasawasa era banyoko bajemu ekyokuyiga
Kamali mutuufu bambi mulwade bamuwe ebyapa bye
Let me work hard for my future ✍️🦻
Kamali ayawuzzemu ebintu mumakati
Abavunaana mzee kamaali okukuba omukyaala,alabika yakikozesa busingu atenga teyagenderera kumulumya bwatyo ,omukyala oggala otya amaka omusajja geyakeera nazimba?
Sigaanye abakazi bakola nabasajja Naye omusajja yasinga okussaamu amanyi amanyi.
Seriously.....u claim mbu u don't have money to treat u.....kati what of the money u using to jail your wife..... just imagine such cruel behavior
Why bring out wedding photos when they are battling court cases
Mbu public sympathy to those that don't know the Genesis of this issue.
Muzeyi alina adembe okola kyayagala omukazi talina kyatugamba
Kale ngofumbirwa akasajja akabi kano. Katima atte katemu
Muganda wa kamali ada atya kuside yo mukazi gwe bamulaga obulazi? Kati ayagala kamali afee?? Divid the properties for both of them
He slapped the woman in front of the security and media oyo omusajja simwangu
oyo richard alya mukazi wa munne
Naye ekibuuzo mukyala kamaali singa ofa ebyo ebikusibya bigenda kukugasaaki? Ekisooka omusajja yawereera abaana bo nabawa emirimu amakulu sibanaku.
Lwa tokkiriza ewantu ewemirundi 2 omusajja weyakuwa nova kunsi? Kuba esaawa yanna tujivaako
Ekirala yes mwakola mwena,kati oyagala bbaawo abeere ewaka nga talina bujjanjabi okutuusa lwanaafa?
Ensi etwemalizaamu bwereere essaawa yonna tujivaako,nkakasa kamaali naye yaliko omulamu,era ebiseera ebyo teyalina budde butunda byabuggagabye Naye yalabiraawo nga katonda akyusizza embeera.
Ate omukazi ayinza nokusooka omusajja okuffa. Nze ensi najivaako wabula
Let them share if kamal has his older children thats there dads sweat
Tewari kubba byaapa bya Muzee kamaari, omukazi mubbi rwaki tawa mussajja byaapa be?
Kamali olimba omukyala mwakola mwena kisaja gwe omukazi yakuwa da ebyapa teyamanya jewa biteka Oli kyisambo😂
Mukube oluyi, awo wetwakumanyira
I send Bamaragika biguru to help that woman
Amuyambeki okwongelayo ebyapa ?
Where is full figure?
Abagamba nti omusajja mubi nnyo omukazi osobola okufumba ewomusajja omubi ennyo okumala eryo ebbanga?
Bayitilede obubi siba
Kamali akirize nti nebwaanatunda era agenda kuffa, so he shd leave the properties for the kids, abantu bameka abafude nga babatute ebweru, look at former speaker olannya😢
Ngaye omukazi bwatagenda kufa
@ngandajanat4965 n that's y the lady is fighting to keep the properties intact n not sell them, Kati gwe owagira omusajja atunde sente Zona bagenda zimubako nga bamulimba mbu agenda kuwona n in reality the writing is on the wall, agenda komelawo mukiveela
Mukimanyi nti omukazi asobola naye okifuna accident era naafa. Nabaaba bonna era bayinza okuffa naye kamaali mga tanaffa. Ebyamukama bizibu
@Lilly-p6l1y bino sibya mukama, gwe kamali ebeera gyaalimu, ne ebyo ebiyiso ne ensigo Zona nvuundu ate era gwe nolowooza mbu omukazi ayinza omusooka kuffa, omanyi obuzibu abadugavu amadiini gatusiliwaza, bwoba oliina a chronicle illness obulwade nga ensigo, cancer u are certain of death, era abasawo bakugamba, no budde bwobuzaayo, naye ffe twasiliwalila, mukatonda yatta, ate nga even accidents that u say mostly are as a result of human errors oba kuvugisa kimama oba emotoka nvuundu, kamali ebintu abilekele abaana
@oscaredu2579 olabyebameka kukyalokyo nga bagamba gundi alimu TASO kuvanga olimuto nakatinga webali balamu?