Its refreshing to see such a wise and yet a humble well spoken young man. Your parents did well in raising you, may the sky be your limit and may all your dreams and wishes come true Mahad 🙏
Mahad I support you 100%. And praying for Jehovah's blessings upon you so as you succeed in life. Thou I would advise you apologize to your mama so that you get her blessings too..
Mwana me too our step mother took all the properties of our late father naye I fear even to go bck to our village to visit the grave of my father kuba kati ate she feels alot of pain coze am out of the country
Kati otunze enyumba ode mubupangisa ....imagine on that little money yet you have other children to accommodate. Renting is not easy ngabworowoza you woman
They ain't fighting for anything they want a place they can call home oba baganze wa oba wa atlist they can call or say tugenda waka I love de boy era i love someone who stand for wat is right oyo mama may sell dat house and things worsen for her era ajakudukira mu bana yet she regrets y she sold it and nga it's to late for her to get it back or work for it
On the other hand nzilamu nenebaza nti I hv nothing from my parents this gave me courage to work hard okutukako we ntuse imagine omwana okayana otya nemamawo😕
Dats y in sm African homes it is so hard to pass or create generational wealth kuba parents set de foundation and kids olso watch wat deya parents hv done n continue abana nebakula nga everyone is not a burden to others
I can sell other things buh not a home or land maybe if I gat more of it wat if my kids obulamu bwebugana de world is hard they can still come back home n still hv wea to begin from
Taata yalina ensobi banange, its not fair to give his wife with her children 😢 😒 😔 😑 such little share. This boy he will regret in life what he did to his mother. Nti mpa omugabo gwange....
Just 3M kumugabo gwebabawa nga naye kwali nezikuzalukusa omwana Kati singa gwe eyali omusajja gwemwefulira nemukwatagana nabana bo wandikoze ki ??? Omusajja nga ye teyabazalukuka nga bakwataganye nawe okumwawuza mubintu bye ?? Omusajja alabika yakiriza mubwangu nga alaba omufukidde ekizibu alabika muli yawona ekyenena Omukazi omukulu otunda otya amaka agandibadde agabaana bo ate wuyo otandise kukukulumira byamusajja
Bambi. Omwana yetonde kuba mwana. Naye maama nawe kati omwana wo lwaki obadde tomuwako? Abazadde mukomye okwawula mubana. Ate ono omwana sente tazigulamu boda. Wandiguze mu plot kuba jezili ezo bukadde obusatu. Taata webale kuwa mwana wo mukisa. Ate maama nawe omwana yo musonyiwe akyabetaga muto nyoooooo. Eeeeeee. Obufumbo buzibu nyooo from 1993. Mwawukannye kati. Sorry. Naye kasita temwetingana. Muja kudamu mutese. Nga abantu
Paapa uo a good man...a good parent blesses children n not cursing n disowning them......I love uo sense of humanity
I support the boy 100%
Salah ya muzeyi njagade, amiina
Naye mukama!!!!kati ono omukazi amaka gabaana atuunda gaaki iam team mmahad💪💪ka taata😭😭!
Praise God 🙏🙏🙏 mahad,I supported you 💯💯💯 glory to be God 🙏🙏 ✅✅✅💪💪💪🤲🤲🤲
Good daddy 👏👏👏 God 🙏🙏 bless you
Its refreshing to see such a wise and yet a humble well spoken young man. Your parents did well in raising you, may the sky be your limit and may all your dreams and wishes come true Mahad 🙏
Thanks dear dady
Naye banange sente!!
Kati omukazi okutunda amaka mweyandilerede abazukulu!!! 🤔
Mawube omukazzi
What a good ddy u are sebo May God bless you more ddy
Yye 🙏🏼🙏🏼 kasita afunye,nabazadde sente ebakazizza amaaso
Good speak father thanks
Bazadde be naku zino bakanulira ndala ku sente
Mahad nga muto nyoo okusulirira wade afunye naye era yetaga ko omukono omukwasizako million satu zikola ki yarabi
Ne bw'ofuna obukadde ekikumi nga obufunnye n'ekikolimo kya maama wo oba okootakoota mu g lumonde. Kino nkirinako bwiino
Naye,,banange,,,ebyenfuna,,,abaana,,,baani,,mbade,,babo,,,,kitalo😢😢😢
Omukyala yapakuse nnyo, omusajja oyo alina ebintu binji
Teyamaze kulowooza Biddako asaaga nessente
Omululu gwamulowozesa nti bamuwadde bingi.
Bambi taata omulungi Allah akusobozese
Taata webale nnyo eduwa jowadde omwana wo insha Allah
Amiina nange mpagira mwana
The boy is right maama sonyiwa omwana tugyeko omululu thanx daddy
Banange abana muyige okukola mulekele awo okulidda bye mwatakolela
Bagambeko wamma !!!
. message from dad amugambye nti towolera nga gwanga
Mahadi nga alabye okumumwefulira nga akyari muto use ur 3m ojje mubwasekadama maama wo ajja kunonya nga akwegayilira
Mahad I support you 100%. And praying for Jehovah's blessings upon you so as you succeed in life. Thou I would advise you apologize to your mama so that you get her blessings too..
Even to use that money every well he gain more inshallah
Banange !!! Twagala okuzaala naye waliwo omwana oba abaana abakutamya okuzaala !!!
Mahad ur wise and I feel to be my son
That's good to give him the money
Nawe wekolere mulenzi gwe,osobola okukola nogulira nemaama wo enju,okusinga okumujako Kalina
Wamma !!!
But the young boy is right to ask his share 🙄
Omwana mutuuffu
Naye rwaki maama watunze kubanga okimanyi oyina abaana bangi
Kimaama kifunyo
My father died now 2 yrs and yaleka alot of things bt sirirwanira anything, let me work hard 4 myself. Entalo neda
May the Almighty Allah make it easy for you Dia. You have a spirit 💓
Mwana me too our step mother took all the properties of our late father naye I fear even to go bck to our village to visit the grave of my father kuba kati ate she feels alot of pain coze am out of the country
Gakulemye kugenda kufuna mugabo gwo eyo maali yo
@@yusufssemwanga689 ntya adogo bambi
Mukama agenda kukuwanguza mu buli kimu mukwano. Webale kwewala ntalo naddala wakati wo ne bazadde bo (maama wo) kuba katti ggw'olinawo
Am team Mayanja
Kafelo oyeeee
Omwana mutufu nyo bambi
God will bless mahad and multiply him the father also is a nice person
Kino ekikazi nga kigwaagwa nnyo, omuyimo gukisiliwaza busiliwaza? Imagine nebakuwa notundirawo nga tolowooza na kubaaana. Neezo sente omuvubuka baamuwadde ntono nnyo bambi😢
Kale busenteki obwo ojja kusula kunsiko
Omukazi wapakuse nyo nyo 😢
Kati obukadde 3 bukolekyi BANNANGE
The boy is 💯%right
Omu ye yazala omwana we mbu awolele nga egwanga
Mubutufu ekikazi tekilina magezi kilabika kyenzi nanyo gasiya omusajja akuwadde ate otunze kibinyo
Imagine omukazi nga ate yali yanoba
Banange kili kigwagwa awo wekyanjilabilide a bazukulu Kati kilabika kigenze kuzunga mumizigo
Kati otunze enyumba ode mubupangisa ....imagine on that little money yet you have other children to accommodate. Renting is not easy ngabworowoza you woman
Si musiru mutwegwe gwemusiru omukazi oyo
Leave your mum alone and work for your own money. Mothers are a blessing to us.
They ain't fighting for anything they want a place they can call home oba baganze wa oba wa atlist they can call or say tugenda waka I love de boy era i love someone who stand for wat is right oyo mama may sell dat house and things worsen for her era ajakudukira mu bana yet she regrets y she sold it and nga it's to late for her to get it back or work for it
@@halimak5864 so bad to sell a home ,poor children babalese mubanga
Bambi
😳😳😳😳Wabula a bakyaala kati yatuunze gaaki❓❓
On the other hand nzilamu nenebaza nti I hv nothing from my parents this gave me courage to work hard okutukako we ntuse imagine omwana okayana otya nemamawo😕
Nange nsikako tukole mkn
@@salamahmutair8199 buwarabu jekyigwera kasita oba omumalilivu
@@shifamubiiru346 your WhatsApp number please
@@salamahmutair8199 their many companies come on
Mwana wattu webale kulaba kintu ekyo. Ensi oba eragawa banange .... ggwe tunuulira comments z'abantu ezisinga olabe abamuwagira !!! Kikaabya amaziga wabula !!!
Mama obusungu ayinza okuloga mutabaniwe
Kituufu 🤔🤔
Dats y in sm African homes it is so hard to pass or create generational wealth kuba parents set de foundation and kids olso watch wat deya parents hv done n continue abana nebakula nga everyone is not a burden to others
$810 he can start a business. But pray he does not get robbed.
Mayinja tebakuwelera?Byaasi bileke olikola ebibyo...3m zijja kugwaawo enkya....
Oba akitegeera gw'ogamba banange !!??
Musajja wattu sorry bareke genda wekolelera katonda ajakuwa omukissa ofunne sente ate bo bebaja okunoonya
Maama atalumilirwa baana be
Wama olina omugabogwo😥 Mayanja sorry .
Mama ono simulabanga
Ssente effuse ensonga
Omwana mutufu ante ayogera bulungi
Kituufu kogera bulunji bambi
Only blessings
Banange enyumba nga nungi only 25 m
kimanye okuva nolwalero nti wobanga otunda enjju bagula poloti..sinju. oba onfunye
Nedda siyeeyo teri ayinza kutunda plot nga elimu enyumba bwetyo ku million 25 walala kuba million 25 tezizimba nju eyo jimaliriza
I can sell other things buh not a home or land maybe if I gat more of it wat if my kids obulamu bwebugana de world is hard they can still come back home n still hv wea to begin from
Ajja kwejusa
But Kayunga
Naye sente kyerireta munsi
Naye mukyara gwe omanyi enyumba yobukadde kikumi bwefanana oba rwaki abakyala bwetunyiga tusara ebigambo
Taata yalina ensobi banange, its not fair to give his wife with her children 😢 😒 😔 😑 such little share. This boy he will regret in life what he did to his mother. Nti mpa omugabo gwange....
Banange mukyala Namuddu Joyce oyogedde ekyo kye nnyini alengera ewala kyaalaba. Ono omwana ayolokede okwejjusa mu maaso eyo
ono omukyala mukyamu nyooo
Mayanja guma esinyagu
Taata ye musobya Kati olwo obagobeddewa era bagenda kudda
Naye ekikazi tekitegeera. Bambi muvubuka kola nnyo oja kuba bulungi.
Maama, musilu nyooooo okutunda ate nomwana bukade busatu bugenda mukolela kki??? Ye ensi etulazawa buli omu atambule olugendo lwe baleke kutunulila byabazade
Ffe abamu tebatuwangayo wade ekumi nti tweyiye hehe ,3m atandikilewo okwezimba nyabo ,gwe bazadde bbo bakuwa meka?
Abantu abakulu babbi
Bambi mwana buy any ka small piece of land kajakuula
Oyo maama ajawunzika Ali ku Street yandigaresewo natagatunda arimbanyo maama
Naye banange obukadde 25 enyumba ne kibanja banange kiki kino mujja kaaba
Banange Mr MUSISI IS my Son Bambi bakutadde Ne mu news. Bambi my Muzukuru MAHADI Kibinyoo banange
Family politics at play. Maya's thank u for knowing your rights.
The boy is right.although that money is still little
No money is enough!!! God can multiply it
Kasta wafunye naye mama lwachi abaana bo bonna tebagala kyenkanyi
Mama wakola kyabusilu okutundda awaka,🙄
Mamawo wamululu hoho kasita okyari muto kola ebibyo
Naye oyo si maama mulungi ori muvubuka .naye lwaki atundda ebya abaana
Oli mulenzi genda okole ebibyo omusajja omukulu
Kati lwaki omukazi yatuunze? Kyoka omukazi agenda okuzunga 😳🤔
Omukazi yapadde nnyo naye alimba
🙄🙄🙄
Omulugube gwamulowozesa nti afunye bingi.
Kati lwaki otunda
Naye ate Maama naawe olimba nyooo tewalitunze nyumba, at least balikuwadde cash naye sente zebitundu tundu teziggasa
Musiiru
Bambi ka taata, akyali mwana muto era yetaaga omukwano gwa Maama kuba akyaliwo. Newankubadde tugamba omuzadde tasobya naye no Maama naawe wetereze, azaala ekibi akiwongerera oyo omwana temumwetamya nsi, akyali muto bambi
Teri byakwetonda singa ma'am yabandde tayagara mwana kumuraba mukama yari muwandi muburungi teyetonda wabura sente azikozese burungi
Naye banage Ono mukazi she doesn't have a plan, this the woman u found on sweet Street asking for help God have mercy on her
Mugende mukole ebyamwe 😒😒😒
Mukazzi gwe ezo sente olabanga enyingi naye temuli sente zamwo zigenda kukugwako mangu nyo
Naffe tuzikoze kukyeeyo naye omuntu nebakuwa notunda
@@jasilasubba2676 mubutufu
Ajakwejusa
Kati egyo emyaka otunze amaka gabakuwadde osubira okuda ewamwe sente zewafunye tezirina kyezigenda kukorera nga omaze okwejako ekintu ekikaru oba twabaki abakazi
Mbu obukadde kikumi ani azikuwa awo
Bambi. Mahad is right. Kati maama lwaki ate atunda amaka?
🤔🤔🤔🤔
Taata nsimyenyo ebigambobyo
Please work and get your own property forget your parent's property
In Islam children have rights and I am glad it ended well.
I wish the father had advised him so just like you have done
Just 3M kumugabo gwebabawa nga naye kwali nezikuzalukusa omwana
Kati singa gwe eyali omusajja gwemwefulira nemukwatagana nabana bo wandikoze ki ???
Omusajja nga ye teyabazalukuka nga bakwataganye nawe okumwawuza mubintu bye ??
Omusajja alabika yakiriza mubwangu nga alaba omufukidde ekizibu alabika muli yawona ekyenena
Omukazi omukulu otunda otya amaka agandibadde agabaana bo ate wuyo otandise kukukulumira byamusajja
Leka azalukuke omwana oyo !!!
Kati maama odawa,
Oyo owa police musajja mulungi nyooo ela abe kayunga mwafuna omuntu omulungi kwogata ne mukulu kafeero