Nansana Lubigi abavubuka balangiridde - Twolekedde okufuuka ababbi.

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 12 มิ.ย. 2024
  • Ekitongole ekivunanyizibwa ku butonde bwensi ekya Nema kikedde kusenda maka g'abantu ne bizinensi ezibadde mu kifo awagambibwa okuba olutobazi lwa lubigi mu nansana era abantu balabidwako ngababuna emiwabo naddala ababadde tebanasengula bintu byabwe
    Nema egamba nti abantu bano bawebwa salesale okubanga bavudde mukifo kino wabula abasinga nebefula banampulira zibi
    Bannanyini bintu ebyonooneddwa bakukkulumidde gavumenti nekitongole ekya nema ngabagamba nti sibamativu nengeeri jebasenguddwamu nga nakadde kebabawa kabadde katono nnyo era wetwogerera tebalina wakudda.
    Bano baweze nti obumenyi bw’amateeka bwakweyongera naddala eri abavubuka abatalina kyakuzako.
    #KTVUpdates #AMALINDIRIRE
  • บันเทิง

ความคิดเห็น • 22

  • @SenStone-kg6vk
    @SenStone-kg6vk 8 วันที่ผ่านมา

    Kati abamenya mwaliwa nga abantu baazimba😢

  • @blessingakandwanaho8756
    @blessingakandwanaho8756 9 วันที่ผ่านมา

    May GOD have mercy

  • @user-kb8ur3de6y
    @user-kb8ur3de6y 17 วันที่ผ่านมา +2

    i feel pain for the people 😢😢😢 oooooh

  • @samsonsengoonzi8148
    @samsonsengoonzi8148 17 วันที่ผ่านมา +2

    Banaffe balabye. Naye baludde nga balabulwa okuva mu wetlands. Naye bafuuka ndiwulira.. The wetlands deserve to be left alone.

    • @nightallen4704
      @nightallen4704 10 วันที่ผ่านมา

      Gwe byoyogela ko obitegela....Kale muyina etima emigumu...oba mwavawa banange ???

  • @NABBOSAELRONE-in3lx
    @NABBOSAELRONE-in3lx 17 วันที่ผ่านมา +1

    Hmmm awo ndaaba tugenda oba tudda mabega kafeero yayimba

  • @rosesengo4704
    @rosesengo4704 17 วันที่ผ่านมา +1

    Mufuuke ababbi babakube amasasi, babookye, mufootolwe. Mufe muggwewo

  • @user-un8tb4kk1b
    @user-un8tb4kk1b 16 วันที่ผ่านมา

    Musituke mwelwaneko oba babata babate abasigalanwo balitelenza ekwanga

    • @rosesengo4704
      @rosesengo4704 16 วันที่ผ่านมา +1

      Bakulembere Boss.

  • @rosesengo4704
    @rosesengo4704 17 วันที่ผ่านมา +1

    Obuzibu emputtu ya bannauganda ye nnyingi.

  • @nalubegarobinah9028
    @nalubegarobinah9028 17 วันที่ผ่านมา

    Bantu Mwe muyina emitima Atleast abantu mwalibawade sente nebatadikira awo naye Sitaani ali kubakonzesa okukabya abantu

    • @rosesengo4704
      @rosesengo4704 17 วันที่ผ่านมา

      Beesenza bokka. Tewali kusasulwa

  • @olivianamusoke2072
    @olivianamusoke2072 17 วันที่ผ่านมา

    PRESIDENT MUSEVEN ABANTU SOKA OBAFUNILE ENGELI YENKAMBI YABABUNDA BUNDA OBAFEKO NGABWOFA KUBA SUDAN, BANYALWANDA, BAKONGO, NABALUNDI, NGABWEBAYIYA JEBAGENDA NAYE BAWE EKYOKULYA NEWEMA EZOMULEMBE BEBAKE PAKA NGABAYIYIZA JEBATWALA ABAANA BABWE😢

  • @kaayaelectricals
    @kaayaelectricals 17 วันที่ผ่านมา +1

    Ebyo Museveni by ayagala kumwegayirira😢

    • @AmbassadorFred-if2ze
      @AmbassadorFred-if2ze 16 วันที่ผ่านมา

      Kyogamba gwe okuze tokimanyi muntobazi tebazimbamu??

  • @SandraSandra-cm6em
    @SandraSandra-cm6em 17 วันที่ผ่านมา

    Round kicks are going to increase. Samba gere 😢

  • @nalongoaisha5199
    @nalongoaisha5199 17 วันที่ผ่านมา

    Bambi 😢😢🤔

  • @slyvianabagesera5074
    @slyvianabagesera5074 17 วันที่ผ่านมา

    😮😮😮bambi ba dear😭😭

  • @AmbassadorFred-if2ze
    @AmbassadorFred-if2ze 16 วันที่ผ่านมา +1

    Please preserve Wetlands

    • @nightallen4704
      @nightallen4704 10 วันที่ผ่านมา

      Temwefula kutegela nyoooo...you don't even know what wetlands is all about...shame...