Banange byona mbiloota nyooooo enyoooo 😢😢😢😢mukama katonda wange nze mubulamu bwange ntya nyo amazzi era ndoota nyoooo nga ndi munyanja nga ate nga a sente naye nga wabari wariyo mwanyinaze anzilako naye nga omuntu Ali wabari wange angamba tomuwa simuntu mulunji kuwa sente zo nga ye bro wange agamba kale gabira abalala ngaze tombadde kitegezaki
Nze nalose nga ndaba enswa ezimuziriwansi endara nga zigenda wagulu ate waka jenzalibwa naligenda zikwata Mama nagamba ntiweziri wakyafu wabadewo akayumba akatono kabade ngatoyi
Praise God,Mukama ajjuze ejjembe ryo amafuta, naloota nga nyambade uniform yabasirikale be Saudi Naye nga mumikono nyambalide watermelon. Nsaba kunyamba
Praise God Nze ndoota nyo nga negatta nomusajja gwenazalamu omwana ate ekirara nendoota emisota nga mingi jili mukinya Kati emilala nga jili ku miti ejili kumiti nejimbojja omugongo gwona Kati oba kitegeezaki
Praise God pastor nze naloota nga mwana wange nga asomero wkenasomela Nye nga owana nga amu lumye mufesi neyomba ngaba omusomesa owana nemuleka awo neyombesa masita nakaba nevayo nesanga omwana gatariwo nga buze nemunoya that's the end
Praise God Ndotta nyo nga mbugira munyanja naya wabaawo abangoba okunkwata, Lwakuba tebankwata cause mba ku speed nyoo Naye simanyi kuwuga era siwuga nga ko in my real life
Praise God brethren... Ndoose bangoba nenziluka naye nga buli wenekweeka bandaba paka wenfukamidde nensamba mukama ansasire era ansonyiwe mubutali butukirivu bwange immediately after praying for myself omuntu ajidde Mu kifananyi kya Pheobe owa Bukedde Tv najja mbu nansala obulago naye mbu nsensituka nange musale naye nemugamba mbu sijja kusala nga bwokozze mukama katonda gwensiza mulamu yaba akusalira omusango... Kyokka nze nga abantu ndaba they are on my side very happy kyokka ansaze nga ate yye alina annaku nyinji awo nensisimuka😮😮😢😢
Mukama yebazibwe bro steven nze naloose nga nnongosa mukyala eyali owa tata wange omuto nemujamu ebintu nga bivundu mulubuto ne kumutima banbi kitegeza ki
Musumba ndootanyo ngansiiza ate mukibiina ngakinenenyo ngabwembela side Zeno abeli tebandaba ate abantu nebanyikira myoyo kyokka ate nze simanyi kuyimba
Pr yesuyebazibwe nalotanga munjju yabbosi wange ngandimukwela zali sawa nga kumi ezekilo nganjela ebisaniko nayebwejela nga ebisaniko bye jela nga empewo byekomyawo
Praise God bro, thanks for ministering dear. Naloose nga ndi mu restaurant nga ndi waitress newajawo couple nga balina baby muwere nga mulenzi era nga tayambadde nemusitula mungalo nafuka then nenongosawo nakabamu era nemudiza daddy we then nebampa enamba yesimu gyenabadde ngenda okukozesa to press their order naye enamba eziseembayo ebiri nga tezirabika bulungi naye nebampa endala yabadde 1001000# yagisomye era nangamba nsembyeyo akadaala kwekumubuuza oba ategeeza ash tag then nengenda okubategekera ebyokulya naye yabadde kasooli Eminwe esatu nengikutulamu nendyako ekitundu naye navudde mukirooto nga sibatwalidde byakulya. Thank you bro 🙏🙏
Praise God brother nze naloota nga nwana ne maama wange naye mba nina amanyi ngansobora okumukuba naye ate muleka nesimukuba kuba mba ndaba nga bwe mukuba ajja kuffa kyoka ye ankuba tansasira
Those who want to join our Whatsapp group please, WhatsApp+97433959340
Thanks brother be blessed
hello
okulota nga girl gwoyagala nga akusekerera 😂 what mean
Webalenyo brother mukama akuwe omukisa 🙏🙏
Okulota nga onabba
Banange byona mbiloota nyooooo enyoooo 😢😢😢😢mukama katonda wange nze mubulamu bwange ntya nyo amazzi era ndoota nyoooo nga ndi munyanja nga ate nga a sente naye nga wabari wariyo mwanyinaze anzilako naye nga omuntu Ali wabari wange angamba tomuwa simuntu mulunji kuwa sente zo nga ye bro wange agamba kale gabira abalala ngaze tombadde kitegezaki
Nze nalose nga ndaba enswa ezimuziriwansi endara nga zigenda wagulu ate waka jenzalibwa naligenda zikwata Mama nagamba ntiweziri wakyafu wabadewo akayumba akatono kabade ngatoyi
Yebazibwe mukama okulota nga ogenze munsonga nokwata nemusayi gwo kitegezaki musumba
Praise God brother ate bwolota enga osabilia omutu nalamuka enga toli musumba
Musumba yesu yebazibwe nzenalota nga yenze agejamu amanyo ngobulumi bunji naye nemala nengesikamu
Nange
Yesu yebazibwe nterakurotaangandiwabawange ate ngatwayawukana mazeemyaka 4 years
Nassuuna Shantal yesu yebazibwe musumba nze narota nga tata wange gayagala okufumita mwanyinaze nga kute akambe nga mukambwenyo akaso kali kamusaze engaloze kati ngagezako okukajja mungaroze akafumite muganda wange ne zijja nenyimirira wakati wabwe nemujjamu akambe mungalo zee nekasalamunze engalo ne nziruka ngankaba nengenda ewomusawo omusawo nangamba nti obusungu olina bunji nangamba leka ajje naye ngandaba omusayi guyika namala najja nantunga engalo kitegezaki musumba webale
Praise God musumba naloota nga mpa speech mubantu abangi nenebaza katonda okunsobozesa okumaalako olwamala neneyanjula ne nyanjula nebazade bange maama nasituka nawubira kubantu olwamala netaata nasituka naye taata eyasituka nga siyetaata gwe manyi kitegezaki
Amiina nyo Nina manyi manji mu Yesu
Mukama yebazibwe john Okuroota ngabana bo bona bari shabe ngabakozimbye
Praise God brother Steven kitegezaki okuloota nga ovamu amanyoo amagego naye nga mavunddu
Praise God,Mukama ajjuze ejjembe ryo amafuta, naloota nga nyambade uniform yabasirikale be Saudi Naye nga mumikono nyambalide watermelon. Nsaba kunyamba
Praise God musumba ,okuloota ng'oyita mu kibira naye nga emabali waliwo amazzi kitegeza ki
Dota fire nga enimi ezomuriro ziva wagulu zika nkusi naye nga edoozi ligaba nti sabe nyooooo
😮okuloota eyaffa edda nga ate afudde
Praise God man of God nze naloota nga endiiga esajja ngomedde nvudde mukubo nekwata mukubo elikoma
Nze ntela nyo okulota nga mummy angoba nga atee mukambwe nyo.
Mukama mulunji obudebwona ate kulota ekisoro ngakirwa ebintu byo ngogenda kukikuba nga kiduka ate kulota engato zifanana ezabasirikali zikuli mumaso
I honor the annointing upon yo life, thank you for dis ministration 🙏 God bless you sir🙏
I receive it in Jesus name
Praise God
Nze ndoota nyo nga negatta nomusajja gwenazalamu omwana ate ekirara nendoota emisota nga mingi jili mukinya Kati emilala nga jili ku miti ejili kumiti nejimbojja omugongo gwona Kati oba kitegeezaki
Yesu yebazibwe sebo, naroose ngandi waffe nga njokya ebikku naye obunji bwe bikku buli bwasuseko obunji bwabyo mbunimbagamba eeh mwe ebikku biino mubadde temubilaba muberemutya wano?kati mbakyabyokya katisimanyi omuriiro negokya omwana. Omwana mujjamu pamper, nvamukyirooto.munage wabekko ambulila amakulu gakyo
Yesu yebazibwe nze doota ebirooto nebyerabira
Ate nga bize binji nyo munyumba ate nga binene.
Praise God nze naloota nga ndya ffene ekirala,naloose nga tunda engoye nokunamba nga amazzi matono ekirala nga mwogwo omugugu ogwengoye gwabadde guzitowa naaye bwenaguteese wansi mwabadde mu ensigo Jjaja nagya nagyamu ensigo ngagenda zisiga nandekeramu nagamba tusige fenna nengamba nedda
Praise God pastor nze naloota nga mwana wange nga asomero wkenasomela Nye nga owana nga amu lumye mufesi neyomba ngaba omusomesa owana nemuleka awo neyombesa masita nakaba nevayo nesanga omwana gatariwo nga buze nemunoya that's the end
Praise God Ndotta nyo nga mbugira munyanja naya wabaawo abangoba okunkwata, Lwakuba tebankwata cause mba ku speed nyoo
Naye simanyi kuwuga era siwuga nga ko in my real life
Nze ntela okulota nga ebimotoka bintomera nye nga sifa
Amina mukama akuwe omukisa
Praise God brethren... Ndoose bangoba nenziluka naye nga buli wenekweeka bandaba paka wenfukamidde nensamba mukama ansasire era ansonyiwe mubutali butukirivu bwange immediately after praying for myself omuntu ajidde Mu kifananyi kya Pheobe owa Bukedde Tv najja mbu nansala obulago naye mbu nsensituka nange musale naye nemugamba mbu sijja kusala nga bwokozze mukama katonda gwensiza mulamu yaba akusalira omusango... Kyokka nze nga abantu ndaba they are on my side very happy kyokka ansaze nga ate yye alina annaku nyinji awo nensisimuka😮😮😢😢
Nze luumu nalota nga mbaba ebwanyanja ngabilaba nga binji nyooo
Nze bulyaba muwangunze. Mukama yebaIbwe. Nzenalota ngambuka mubanga
Mukama yebazibwa nnyo musumba naye ate nze naloota ngavamu amannyo naye ng'awava erinnyo ng'awadawo edala epya thanks God bless you Pastor
Ate okuroota omuntu gwo yebase naye muburiri nga mpologoma
Mukama,kuwe omukisa mkn webale tulotoleera bilotto,kulotta nga oli nabantubo abaffa nokulotta taata wabaana jewava ngamuli wamu bitegezzaki mkn 🙏
Praise God brother steven okuroota nga osenya amanyo kitegezaki .sophie
Ate okulota ngo omusumba akuyigiriza okufumba emere..(etoke no mucere ate okubifumbira mukavera)
Bwndota nga mgula ebyenyanja nembigabira abantu ekyu kitegezaki
Musumba yesu yebasibwe nyo musmba iam aisha in Saudi Arabia itira okuroota iga izibura ebyenyaja bigi NYO Nye iga biduma ebimu
Praise God servant of God nze ndota nga bigula
Mazima🙏🙏💯
Okuloota nga engoye zo zilimu ebiku
Narota nga ndimumiyembe mingi ate ngagyengede nyo
Praise God kulwamanyi geyatuwa kuwangula
Mukama yebazibwe,ndootanyo nganaaba,oba ngenkuba enkuba,
Yesu yebazibwe nyo bro Steven,nze Nakato olive e Saudi, okuloota nga omufu akukuba kitegeeza ki
Funa ebiroto nga ensi mukama agkinkiriza
Mukama yebazibwe bro steven nze naloose nga nnongosa mukyala eyali owa tata wange omuto nemujamu ebintu nga bivundu mulubuto ne kumutima banbi kitegeza ki
Mukama yebazibwe musumba okuroota ngorimuryato naye enkasi ngatorina ngaweyazika kiitegeza kii
Ate. boroota. gotudda enkoko. Kitegeza ki .oba nga oludda. enkoko
Okuloota esanduko yo omuffu kumulimu gwo naye nga temuli mulambo, boss wo nakuwayirizza nti gwe agyiresse
Or okulota nganva ewantu nvawo ngansibura abantu nga nga ntwara amatoke amenvu nebirara
Amen and thanks for your teaching
Nze ndota nga ndilubutto obaga nzadde many times simanyi lyakki
It's a two way thing sometyms holy spirit if u saw da dad in da dream ,if u didn't it's spiritual husband
Nze dota Ente, snake, ekiirara nga ndiwaka nebewafe
Ate wolota omusajja ngalina ebyenyanja ngabituda nengulako kimu ekisinga obunene
Nze nalota nga nina siga mukugulu nga nkulu
Good work man of God bi blessed always
Mukama yebazibwe brother nze nalota nga nkute ekyenyanja mungalo naye nga ndaba NTI kirongosebwa bulunji nga ebyomunda byona tebirimu
Mukama yebazibwe brother stiven ndoota nnyo nganina enimiro ngamulimu ovacedo emichugwa,ffene,amapapali byonna ngabyengede nnyo ,amatooke amakulu ennyo amato awamu nagengede agamu ngagalilidwako enyonyi nsaba nyinyonyole amakulu gakyo 2 ) ndotanyo ensanafu ngazinjikira ewaffe mukyalo atenga ndi kukyeeyo awamu nenabubi nganuma engalo zange nabaana bange bonna. Mukama akuwe omukisa ngonyinyonyola
Olumu ndota nga ebinyoyi bilya ebibala nga bitunulila
Okuloota mugyawo ngamusanyuffu
Olulala nendoota nga mbuukamubanga
Praise God bro. Naloose omuseezi ngangobba nenyingira mukayumba nabantu abalala namala Naye nayingira ngalina omuliro nengumujjako nemwokya mubulago naffa, omulala najja netudduka naye era naye nemutema mumutwe
Praise God this is my first time to follow you ❤mukama yebazibwe. I discovered what l have been looking for long time in Jesus name amen
Narota nga noga ovakedo ate nga mukulu
Rose nze naroota nga fufudde ne batwara ouzika nengana ne bagaba nze ndi muramu
Atte bworota nga orya ebyenyanja
Praise God brother
Muwala wange omutto yaloota nga avubba ebyenyanjja🐟🐟🐟🐟nga akozesa net 🙄nga bingi
Okuloota nga ozalisa embuzi ate nemara nebera omuntu yazaade
Webale nyoo mukwano God bless you so much because you have answered my dream very correct 🙏
PRAISE GOD brothe Steven ....what off when you dream a people who dead and rised
Narose musumba tomu nga vamu omutu omurara ngayimirinde sabakunyambako oworuganda
Musumba ndootanyo ngansiiza ate mukibiina ngakinenenyo ngabwembela side Zeno abeli tebandaba ate abantu nebanyikira myoyo kyokka ate nze simanyi kuyimba
Nage narose nga nebase naye ng Wariwo omusajja kuburiri nga abuka nasesema mudinisa
Woloota nga amawater gakutwala😮😮😢
Okuloota nga ozade omwana afudde
Nze naloota nga bee's nge zeli kumutwe ngwange nga zinuma nagezako okuduka namla nesomuka gete
Nsanyuse nyo obbalaba
Musumba twabiloota dda tukole tutya kati
Pr yesuyebazibwe nalotanga munjju yabbosi wange ngandimukwela zali sawa nga kumi ezekilo nganjela ebisaniko nayebwejela nga ebisaniko bye jela nga empewo byekomyawo
Praise God brethren for me when I dream immediately I start praying
Praise God brother,bwendota omwani gwengede kitegezaki mkn
Please us English I didn't get you well
Thanks mkn for gd work of God I got a dream about picking ripen coffee in the garden
Nalotako nga nffudde nga bankubye amasasi 😢😢😢😢
mukwano you better pray seriously,you are likely to die or get a serious problem that will not leave you the same
Praise God bro, thanks for ministering dear. Naloose nga ndi mu restaurant nga ndi waitress newajawo couple nga balina baby muwere nga mulenzi era nga tayambadde nemusitula mungalo nafuka then nenongosawo nakabamu era nemudiza daddy we then nebampa enamba yesimu gyenabadde ngenda okukozesa to press their order naye enamba eziseembayo ebiri nga tezirabika bulungi naye nebampa endala yabadde 1001000# yagisomye era nangamba nsembyeyo akadaala kwekumubuuza oba ategeeza ash tag then nengenda okubategekera ebyokulya naye yabadde kasooli Eminwe esatu nengikutulamu nendyako ekitundu naye navudde mukirooto nga sibatwalidde byakulya. Thank you bro 🙏🙏
Praise God lwaki dotanyooo nga njogera abantu amanyi oba nga daba abantu a amanyi mugwanga
Naloota maama ansala enviili kitegeezaki brother
Yr anointing was taken so read judges and see how samson
Praise God brother nze naloota nga nwana ne maama wange naye mba nina amanyi ngansobora okumukuba naye ate muleka nesimukuba kuba mba ndaba nga bwe mukuba ajja kuffa kyoka ye ankuba tansasira
Nze bulyaba muwangunze
Thanks musumba be blessed because I have started knowing aboutdreams ,I couldn't know anything Thanks God bless you
Praise God man of God nze naloota nga nina ebbwa mu kamwa oluvanyima nenduwandula nga lyafuuse eggi ngelyenkoko ekye kitegeezaki
Okulota nga omuntu aze okukuuta nomuwangulagwe nomutta kitegezakyi
Thank you so much brother Steven
Nze ndota nga nywa obuugi oruusi nga wariwo abundetedde oba nga nze mbufumba
Mukama akuwe omukisa brother Steve 😂❤🎉
Nze ndotanyo abantu bangoba naye mbawangula.. only one day bankwata
Praise lord brother nze nalose kibunomu nga ayigira mu bire thanks
God bless you Musumba
Naloose nga balilide engoye mukubo nga kwe ntambulira
Nalose nga bampade ekyenyanja naye salide nbampa namagyi nela salide