Oli mutuffu enjogera maama jayogeramu nedda banange ,temuli yadde akawowo, they can't inform the father about the ceremony,so disappointing.. but fulstop please be at peace
Omuwala embeela gyebalimu ewabwe mbi nnyo yadifubidwa full stop najja bazadde be munaku kubanga full aliko God's mercy and favour so many are willing to help him in any situation
People stop exaggerating!! Mama mutuufu, Mukyaala mutya ewuwe nga senga ne Tata tebalina kyebamanyi. Full stop yiga, mugoberere mitendera kigya kugwa- Guma! The family is Grieving, give them sometime, Ate kuluno muleke Family yeebaebawa dates bse they'r the hosts. Thank You #SB4, Great work 👏🏼
@Sylvie Boo this was my thought immediately that lady delivered. Hope SB4 has got that element in his head. Hajjat BROWN oyo akanamba keee. IS SHE MAAALEEEEDIIIIII??? Asking for my bro and my self alsooo.
Banange mukama atase full stop naye omugole omukazi yasoka okugeda ewa senga namulambika ensonga den namwe nemugeda yoooo nga five to ten people nemutekateka omukolo anyway oyo yetagisa plan, (B) teyelabusa ku mune lwaki teyamugamba in time wade okufilwa wekuli so sad 😭😭😭 bambi 🙏🏾🙏🏾🙏🏾 naye Oct is too late. Sb4 webale kuweza ne mum Finah big up one lov..
Kituufu nyoooooo Ono yakyuuuka balabika omukazi bamugaana okufumbirwa full stop walai ebyo byona Bali mukubetorooza bambi tosobola gamba nti I omukolo bagongezeeyo oaks mugwa Kumi
But it looks like these pple never liked our man full stop for sure and also the wife has really changed balabika bamukyuusa omutima nebamugamba oyo full stop talina wakutwaala.. yiiiiii mukama Katonda yamba omuddu woo full stop 😭😭
100% sure ono omugole omukazi bamukyusa omutima nebamutamya fullstop ate ne maama alabika teyasima muko yarabi inability is not disability,naye katonda alaba buli Kimu.
Naye @sb4 mbabulire,nga temunakola kintu kirala kyona musale amagezi muddeyo nga abagenze okubalabako mujjeko baby otuviri tutono oba amalusu nga mukozesa bu ear buds one of the two mubitwale Ku DNA kuba mugenda kola emikolo Ku last mukizule nti omwana ssi wa full stop🙌🙌🙌🙌
Naye ono omukazi tali serious mbu mu gwe kumi , ono omukazi tayagala full stop walai , ekyo kye kirooto kya buli mukazi naye yena ayogera bubi balinga abe mwesibako
Bwoba wasobora okwegadanga ne full stop lwaki sawa zino omwefurira 😔😔😔 bantu mwe muffe nga murekana muffe nga muchuma enko walai 😢😢😢😥😥😰😰😰ayii mukama wa full stop omukazi anaabera proud jooli mama akaabya kajanja 😭😭😭😭
Omuwala alina okudifendinga abantu bomusajja naye yena abwatuka bubwatusi as if ewamwe wali wazewo omukolo gaseeya omusajja bamusondede busondezi buli kimu basanyuse ebewamwe osisinala muleke omuffu awumule mirembe life has to go on
Kyo bambi kitalo nnyo naye ate okusizira ku first omukazi yali ayogera bulunji naye kati akyusemuko nze bwendaba as if omukolo sigugwe nebwekuba gwogerayo naye nga enjogera nunji
No respect,you can see it from her mother.. newankubadde kufilwa naye Ela osobola okunyonyola taata womwana aba banange ebibitibwa enyo bafanana batya ohhh
Temukaka kintu atleast ka tata mukakoleremu business okusinga oziteka mumuntu atali mwetefutefu kubeera nakuwangaala na full stop watu. Akakazi kogera bubi nolwankubadde ekizibu ekyatukawo bambi kinene. Losing a child or a closed relative its a painful thing Rip deceased. Naye ka tata webaba tebaakasiima atleast mukakolere business kekulakulanye muleme kwononera sente ezo zona mubintu byokusindika.😭😭😭
Sb4 thx for your program, naye nze mbade tesa okukyala kubele simple nyo so si nga okwajula, tekyetagisa bintu binji nyo. Kuba even kilabika na ba family they r not ready
Omugole omukyala tayina mpisa nangyogera don't waste that money build the house for him and push him in his business, otherwise, it will end in tears OR mufuneyo obuntu obutono mwebaze maama kigwe
People can change🤔🤔🤔the way how we praised this lady banange..........oyp omukazi bamunyonyola everything hmmmm🤔.........that's y men no longer trusts us. Be strong Fullstop waffe mukwano
Mutwale omwana ku musayi nga bambi obusente bwa fullstop tebunagenda bunji coz we may be here when even the child is not for him..That's my humble request SB4. BAMBI DAN..😂😂😂😂😂
Ebyokufirwa nga bize kubali nze maama simunya mukyalo bamanyi kilala ne mu kibuga bategeka bilala mugenda mutya okwanjula nga temunaba nakukyala ssenga tamanyi taata tamanyi musoke mwetwereze muje mukubajize maama omugole mumutwale atambuze ebintu nga oli wabawe
.Bambi kataata 😥😥😥 but let's continues to pray all wil be well 🤲🤲🤲🤲🤲🤲Sincerely spoken munasonyiwa but omukazi munjjogera jjayogerra alabiika takyagala full stop if not nga family yamumugaaba ..muntu wawa gwe bakubako surprise yemikolo natasanyuka
Ekituufu my buganda abakyala wa ssenga ssenga nga mutuuteeyo ebaaluwa esaba okwanjula ssenga natwala ebbaluwa e wa taata ,taata nabawa olunnaku lwokwanjula mubutongole era banjulira wa taata si wa maama, naye nomukyala ayogedde mu bubi naye Dan guma Mukama ali wamu naawe
Who else watching while reading comments anyone with me right now
That's what I always do
We da same
What have learnt in this is that empisa kintu kikulu nyo no matter what.....
🙋♀️
Me 😂
Whose here right now please give alike 💃💃Have been waiting
But the woman is not serious
Mumpe ku bu likes
Number one💪
Kako
Nawe tulekemu wano tetunonya likes
@@natuhweramoreen9946 omumperedde level
@@natuhweramoreen9946 tell her wama!!
Like yaki ddala kweno embeera jolabako wano
Banange l want even to cry.....please mama viola & mom don't break my heart.......u don't know how l like full stop
Don't cry. This is a script to keep us the viewers busy just. Wabula my data😭😭😭
Don't cry. This is a script to keep us the viewers busy just. Wabula my data😭😭😭
Balimba tebafilwa kilabika omugezi yaffa dadda Kati kyekyekwaso Thank you Mr Sb4 and your team 🌹❤️💕
Nange bwendowoza kubanga all along babade bogera nomukazi
Nange bwedaba
It's tru we would find da moners
Ola omikolo naye bano Bali kakodyo
Twali tulabweko nabaleka mayiti munju neba
Sb4 let's use that money to build a house . Omugole tusoke tumwesonyiwe
Bwekili
Oli mutuffu nyoo 🤔
Yo right dia
Kitufu kuba omukazi ayinza obutawangala naye
Kitufu
Team nkuubaa kyeyooo how are you doing sweetheart mwebale okikwasaganyaa I love you all
We love u too mukwano
Hiy
we luv you too
Thanks sweetie
We 😍you too darling
Ya Allah nkusaba Omusajja anankuba embaga ate nanyanjura amen 🙏🙏🙏🙏full stop Omukazi takyakwagala Oh my God
Ekitufu full stop will end in tears, ekika tekya musima
Maybe bambi
Oli mutuffu enjogera maama jayogeramu nedda banange ,temuli yadde akawowo, they can't inform the father about the ceremony,so disappointing.. but fulstop please be at peace
Mwanagwe mbalaba ngabacuse bona egyogera eee🤔🤔
Nkugambye... Ate no mugole naye atulekemu.. Kyagamba senga ne taata tebamanyi nti yazaala?
Nange bwendabye
HAJJAT YOU'RE RIGHT DIA, BAMBI THNX ALOT MWENA ABABEREDEWO FULLSTOP WAFFE. SB4 BIG UP DIA.
Mumpe kubu likes ,number one🙈🙈🙈🙈🤦
Kasita webaraba size yomusajja nebyekuba nze wendowoza ate gweeee🤔🤔
Bwekili nomukazi ndowoza bamujerega katti aswala ..naye ensi eno
@@heroheavensalttv8113 😂😂😂😂😂😂😂aje anewasize
Bwekiiri baby
Omuwala kirabika embeera yamukuba neyewogoma ewa Fullstop kati alaba aswaala 😏😏😏
Kitufu dear u remember on their first visit everyone was just laughing😢
Hahahaha
"Mbu emikolo gyaamwee" yii ya Allah enjogela zero
Nze ngamba yamukyawa
Ayogela bumbu nyo wabura no no no
Hmmmm
Imagine
She must have been advised to leave him
Enjogera jebogera nga sinyangu naye banange fetunonya batwanjura naye mukama tanayanukura omwana oyo alabika si wa full stop kwegamba tebagara kumuraga mubantu😭😭
Full stop atuwe enamba ye emikolo jigeende mumaaso🥰🥰🥰🥰
Naye omugole omukyara yogerako amazima
@@namusuboaidah360 oyo omukazi alimba omusaja bamumugana
Nansimbi Edith nsaba mukama with time fullstop akufune yeyajulilegwee Ameeen🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏
@@naboozesophia2765 nina lwakuba mukama tanatusa😂😂😂😂
Wabura fullstop bakuwuba kuno kukyara oba kwanjura naye kyona kyekiiri I wish u the best dear Sb4 thumbs up
tayina sente nebyo kozesa maka ge wakusodela temusubuwa bantu
Wewawooooo......bambi Hajjat God bless you dear. SB4 long live dear.
Omuwala embeela gyebalimu ewabwe mbi nnyo yadifubidwa full stop najja bazadde be munaku kubanga full aliko God's mercy and favour so many are willing to help him in any situation
Oyogede bibi mkwn
Oyogede bubinyo bambi
Naye oyogedemuko bubbi wandi telezezamuko
Its better to marry a person you love not a person with money
Kyokka banange ne full stop basondera musondere olwo ye ali bulunji nyo leka nawe
Oba nomwana siwaffe nakyo akyogere😭😭😭😭
Nange ndaba nga oba omwana bamutusiba busibi nga batwagalako sente
Omwana ayiza okuba wuwe sisubira nti yandimumusibye nga siwuwe nga bwomulaba ebiseera ebisinga abaana babasiba bagaga naye katulidde bambi
@@winnieshuburah9851 😄😄😄sente ziriwa zemulina
@@gloshpetra9513 Mukwano nabavu babasiba abaana, Omukazi nga yasobedwa nga ensi emukute squeeze amukusiba
😂😂😂
People stop exaggerating!!
Mama mutuufu, Mukyaala mutya ewuwe nga senga ne Tata tebalina kyebamanyi. Full stop yiga, mugoberere mitendera kigya kugwa- Guma!
The family is Grieving, give them sometime, Ate kuluno muleke Family yeebaebawa dates bse they'r the hosts. Thank You #SB4, Great work 👏🏼
Ekyo tewali nomu akiraba bonna,bawoza DNA DNA ,ate nomukazi mutuufu,ekintu bakippise bakitadde ku level ndala ,lwaki mukutwaala nakawere tewaliwo buzibu,mwagala okuletera mukadde mama ebizibu kukyaalo ,emikolo mujiyita myangu ,nebanno abatimbi bakisusiza
The way my mum loves e mikolo tosobola munyumiza ebyo
😜🤣🤣🤣🤣🤣🤣😡wama your Mimi’s like my mom! These guys want to break Dans heart bambi😭😭😭😭😭😭😭
🤣🤣🤣🤣🤣
kitufu
Mine too darling. Everyone wants it in life but look at this woman
🤣🤣🤣🤣 yes if one dies he or she can't come back
Naye banange basenga that's why I like ebyewaffe oba senga oyagala oba toyagala gwe anamanya ffe emikolo gibawo
Maama Fiina nkuwadde enaku kumi zoka oyo omukyala anonye fulstop Teri tumanyira shaaaaaaaa
🤣🤣🤣🤣
🤣🤣🤣🤣🤣
🤣🤣😂😂😂😂😂😂😂obusungu nga bunjiiiiii
@@mohsinzamzam3679 owaye bwoleka
Nze ngamba omwana tumutwale ku DNA before it ends in extraordinary tears. The ka gal is so rude and not ready for mikolo.
My fullstop sorry mukwano😭
💪💪💪💪
DNA Baby 💪🙏
Kitufu mukwano
@Sylvie Boo this was my thought immediately that lady delivered. Hope SB4 has got that element in his head.
Hajjat BROWN oyo akanamba keee. IS SHE MAAALEEEEDIIIIII???
Asking for my bro and my self alsooo.
Wama bakuwe akanamba tuvewano😃😃
Wabula mpurira enaku 😭 naye tewali kijja nga mukama tayagadde be strong full stop ekiseera kyo kkijja🙏🙏🙏🙏🙏🙏
Kitunfu everything has a reoson naye bambi musajja wantu anaba alabye
Bwebagana Kati wakiri kisingako bweya ndiyononye sente enkumu wakili kazizimbire full stop enju. No kola DNA. Mukama takola nsobi
Banange mukama atase full stop naye omugole omukazi yasoka okugeda ewa senga namulambika ensonga den namwe nemugeda yoooo nga five to ten people nemutekateka omukolo anyway oyo yetagisa plan, (B) teyelabusa ku mune lwaki teyamugamba in time wade okufilwa wekuli so sad 😭😭😭 bambi 🙏🏾🙏🏾🙏🏾 naye Oct is too late. Sb4 webale kuweza ne mum Finah big up one lov..
Omukazi ayinza okwekyusa
Wabula omugole maama enjogera yo baaba talina my dear fullstop watomedde
Nakilowoozaako da, naye banange ladies of ugdn tukyuseemu alabika nomwana bambi siwuwe 😭😭😭😭 i cant stop crying bse of him
Eeh DNA before kukyaala
Kilabika kyonya sente namusajja ayina mulimu kumbe bimalila bantu budde
I thought of it too
Allah yayawukzna
@@sophiarichram1293 true
Banange mpurira ennaku 😭😭😭bambi fullstop ohhh naye nabo bagenze obudde buyisi singa basoka kugenda yoo
Okuffa tekulaga munange
Nedda nawe omugole omukazi yandibadde agamba bawe. Coz she knew everything.
Bambi mukama murungi sb4 thanks hajati nawe webare nyo
Am scared our full stop it may end in tears omukazi yandiba yakyusee🤦♀️🤦♀️🤦♀️🤦♀️
👌👌Excatly
Kituufu nyoooooo Ono yakyuuuka balabika omukazi bamugaana okufumbirwa full stop walai ebyo byona Bali mukubetorooza bambi tosobola gamba nti I omukolo bagongezeeyo oaks mugwa Kumi
@@winnydab3400 Maybe her family members bamuganyi
Nyooooo
😭😭😭😭😭 it's so sad banange,ne. Maama talina njogera .abantu tunonya abatuwasa naye embagga naye tebaliwa
Bambi thanks Hajjati may God bless you abundantly sweetheart
Comment readers Association we are not happy at all ,mukyala weddeko you loved this man at first don't give up on him 🙄🙄🙄🙄🙄
😭😭😭😭😭😭😭
😀😀
@@rechealnampiima1309 .
Nedda abazadde omusajja balabika bamugana kati bapalapalanya
Tears of joy
But it looks like these pple never liked our man full stop for sure and also the wife has really changed balabika bamukyuusa omutima nebamugamba oyo full stop talina wakutwaala.. yiiiiii mukama Katonda yamba omuddu woo full stop 😭😭
100% sure ono omugole omukazi bamukyusa omutima nebamutamya fullstop ate ne maama alabika teyasima muko yarabi inability is not disability,naye katonda alaba buli Kimu.
Walai
Bamupakide ebigambo but DNA is needed
Gwe osobola okyazza ejjini ewamwe😄
@@naiganisha6337 Exactly
Oohh, Banange this is so emotional 😭😭😭😭😭 Kyoka Bambi emikolo jibadde jitusse 😩😩😩😩😩😩
Omugole nebweweraga full stop ye taata wo mwanawo
@@luwagajamirah1255 Ayinza okuba yamumusiba kati twetaaga DNA awo tukilize
Ooh full stop mukyawe, fena tufirwa mpakka gwa 10 oooh
Naye @sb4 mbabulire,nga temunakola kintu kirala kyona musale amagezi muddeyo nga abagenze okubalabako mujjeko baby otuviri tutono oba amalusu nga mukozesa bu ear buds one of the two mubitwale Ku DNA kuba mugenda kola emikolo Ku last mukizule nti omwana ssi wa full stop🙌🙌🙌🙌
Bwekiri
Kituffu nyo mumale okola DNA omuwala ayogela bubi nyoo alina kyamanyi
Yes l was also thinking the same thing balikozze DNA
True,....
Wabula Rose oli mugezi nze sikulabanga
I can't stop to cry😭bambi kataata but hajjati thx for everything may God bless you more🤲
Omugole empisa nsiwufu muko naye ndaba nga this will end in tears just like Nina Lozi ne Andelea. Naye full stop bwaba yasima isit 👌
Musaja munange fullstop..genda ko ku dna ebyadala
😂😂😂😂
Mamaaa viola please don't disappoint him bambi bt can't hold my tears bambi ya Allah be in front of our full stop ♥️
She may deny the party but she'll never break the ties they already have chil
@@nyangomapelucy4164 inshallah let us continue praying for them bambi
@@ritakinda5310 Amen
Sb4 emikolo mugiveko full stop guma kiluna nyo, naye ate nze ndimukyala obukodyo bwabakyala bungi bwemanyi ekitufu walabika waliwo ekyama kyebasilikidde... Yeeee byebakwese awo sb4 tudde kubyejju emikolo tugilya tugesonyiwa
Jebinagwerah nga no mwana siwa full stop omuwala obukambwe abujjawa😏
Nange bwenda nga, omuwala ayinza okuba nga bebano a begabangula kukyibuga nga tamanyi na taata wamwana
😱😱😱😭😭😭😭😭😭
Nange bwengamba
@@rosekizza2872 kirabika bamujerega nga ayagara baretera a kasaja akampi🤣🤣🤣🤣🤣🤣kakonjo😂😂😂😂😂
@@taheyaauga9598 obwo busiru Kati tadeyo ewuwe
Haaahaa obwedda mwadese naye zinze omuwalabu obwedda avunga speed but am 💃💃💃
Oba omwaana siwa full stop kuba nga baaseka nga fullstop akyadde ogwaasooka nga batutte omwaana
Nze nzuuno
Natuuse ddaaaaa
Sb4 webale kutuwereza Mukwano
Dear Muslims mwebale okusiiba
Nsaba owekitiibwa Allah akirize okusiiba kwaffe wamu ne dua zaffe banange
Allahuma Ameen sister
Allahuma Ameen 🤲🤲
Allahumah Ameen dia nsaba Allah, nawe akumalire ebyetaago
Ameen
Amen
Mr DAN aka full stop it’ll end in tears 😭. The woman takwagalangako
Banange byewunyisa hmmmm
Umm 🤔🤔
You're speaking the truth but people don't like to hear truth.
Nze nakilabilawo ntino tamwagalangako ,abawala babeera beyiiya bweyiiya nga anonyezawo madaala
@@joanitanakazibwe8398 Yes it's true but he can be the right man for her and she drops him and get someone who will make her cry.
Nomwana tumutwale kumusayi ayinza nokuba siwaffe tuyinza kuwozza full stop arina omwana naye nga siwuuwe
Besides okufilwa Mubutufu Ono omugole omukazi alabika tayagala mune 😪😪😪
Naye ono omukazi tali serious mbu mu gwe kumi , ono omukazi tayagala full stop walai , ekyo kye kirooto kya buli mukazi naye yena ayogera bubi balinga abe mwesibako
Bwoba wasobora okwegadanga ne full stop lwaki sawa zino omwefurira 😔😔😔 bantu mwe muffe nga murekana muffe nga muchuma enko walai 😢😢😢😥😥😰😰😰ayii mukama wa full stop omukazi anaabera proud jooli mama akaabya kajanja 😭😭😭😭
@ii Auxlliaa obudde obwo omuwala be yali anonya wakusula naye teyali love abawala bafuuka bayaye nabaffere
@@nansubugarahma7858 mwana gwe naye kasita ensi yona yamutegera
Bananhe omuwara olemwa ffe tunonya batujja mubwa nakyeyombekedde
Full stop mukyawe wajjo, nze wendaba
Naye Sb4 one day u will kill me🤣🤣🤣 mbu kyusa emotooka bayinza otuleta nemigo😂😂😂
Bambi full stop just be strong enough and everyone who has contributed but Mr Sb4 that girl will not even stay with him for long time.
The mother did like fullstop, and maybe stopped the daughter to get married 👌
@@aidaaida6754 did or didn't?
Hajjati nange nkolera omukolo inshallah Allah akudizewo
Mrs. #Dan's family mwekoze byemwagala olwokuba muwala wamwe mukyala #full stop singa abade murara (lwasa)#Angel yandiyingidde enkya kuba mugezezaako omukalubiliza yarabii 🤔🤔🤔🤔
😭😭😭😭Yii omukazi nga akyuse mangu
Abantu bwebatyo
Oba farmirye ye omuko tebamusimu
Banange my humble request ezo sente muzikozese to construct fulstop house avemubyokupangisa ebyemikolo ndaba omukazi takyamuliko
Am speechless 😭😭😭stan oyiina etiima
Omwana Daniela yandiba wamurara banange tusabe nyooo
Banange Sheilah Powers nze bimpedeko.Omukazi Oyo tayagala musaja Oyo.And they are likely to force it.
Kino kika banange yiiiiii omukisa guja lumu.
@@nalubowajuliet7273 simanyi banae 😭😭nomukazi yabade ayogera bubi
@@sheilahpowers3461 Tamwagala Gwe olina ekilala ekilungi kyosubira??Yes bafiridwa but they should talk nicely.Even ne cameras baziganye.
Omuwala nga ayogela bubi !!!!!
Ekyalo komera
Yakyuka
Bamuyisa bambi
Mashallah full stop tofayo kasita bagenda kukolera omukolo
Though have not financially contributed but prayer is the best contribution,nsaba mukama abeere nammwe🙏🙏🙏🙏🙏,amen.
Amen and Amen
Wama full stop don't worry nze wendi nyooo
😂😂😂😂😂
Tukakase baby tugumile kugwe 🤣🤣🤣🤣
You mean if the lady disappoint him you're available for marriage..?
Halleluya wama get ready to have our boy fullstop.
Hahahaha
sb4 we trust in u very well u never fail we u start something. naye mukyala ffe twegomba wakili okujuna abakyalako ewa jjaaja tetubalaba hmmm
Bambi full stop wange so sorry naye omukyala oyoo tayina empisa eyogera bubi nyo tawadde Miami we kitibwa 😭😭😭😭😭
Naye kyendabye omugole omukazzi talina mpisa ayogela bubi sibwebatyo bwebogela nabantu abakwagalizza
Amunyoma
Thank you sb4 for your help God bless you
Wabula kibaweddeko banange 🤔🤔but consider DNA before even going to her Ssenga otherwise that marriage may not work
Wabuala no eyonayo nsonga no bby
Wemen let's be faithful to our loved ones really how could she balimba nabo bambi fullstoop mukno guma bby
Singa omuwala yabadde ayogera bulungi twalibadde tukitegeera naye yena ayogera abalatta hooooo katonda yatukweeka emitima jabantu siyoori eyali mukamera mukusooka nga alaga musanyufu alabika ewa fullstop yajjayo rwa mbeera
Omugenzi mukama amusinyiwe ebyamusobako bambi may his soul rest in peace
Ki ssebo..lshaa Allah..tukusabira bigwe mirembe🙏🙏🙏
Omuwala yefulidde fullstop balabika bamumugobezza
Anti kale 🤔🤔🤔
Kituufu
True, kubanga bukwakulizo ki obwo.maama can't inform the Dad about the ceremony.batekewa kilemya as twamukaka okubera ne fulstop..yetidde omukisa gwe
Hajjat bambi Allah owekitibwa akuwemu ekilunji 🙏🏾🙏🏾🙏🏾
Omuwala alina okudifendinga abantu bomusajja naye yena abwatuka bubwatusi as if ewamwe wali wazewo omukolo gaseeya omusajja bamusondede busondezi buli kimu basanyuse ebewamwe osisinala muleke omuffu awumule mirembe life has to go on
Nkugambye oba takyayagala musajja
Fumita emboozi 🙄
Kyona kyepajula kyoka tekimanyi nti bakiyamba ,tebakikuza nampisa,Kati singa fulstop yagenda okuzika yandimunidde emere oyo eyepajula
Kyo bambi kitalo nnyo naye ate okusizira ku first omukazi yali ayogera bulunji naye kati akyusemuko nze bwendaba as if omukolo sigugwe nebwekuba gwogerayo naye nga enjogera nunji
@@heroheavensalttv8113 nokumubikira alabika teyamugamba nti bafiridwa
Bwolaba omuwala abegayiriza hahaha,singa kati afayo eri abantu baano nga babonyebonye nadala sb4
No respect,you can see it from her mother.. newankubadde kufilwa naye Ela osobola okunyonyola taata womwana aba banange ebibitibwa enyo bafanana batya ohhh
Ssi ye yasibye akaviiri, lelo luno
Banange Omukazi akuswaziza bambi 😎😎Oh my God 😎😎Omukazi ayogera bubi hoooo😎😎Omukazi kati tayagala musajja we walai bamutekamu ebigambo 😎😎nakyuka Omutima hoooo
Mbu mpaka nga mugwa 10
DNA needed to that bby b4 the mikolo omuwala ayogela bubi nyoo alina kyamanyi
Owage
Omukazi tebamukuza hoo
@@joycejoyce3830 omukazi yafunye abawanvu takyayagara full stop
True
@@helinx2184 😭😭😭😭
Naye omugole omukyala ngayogera bulara hooo,God help my fullstop 🙏🙏
Oyo omuwala munange talina mpisa mkno nemuntandikwa bwatyo bwayogela
Big ups hajjat❤
😭😭😭😭😭the way have been waiting yiiii mukama yamba omudduwo #Dan
Nange bulijjo ninda mukolo😭😭
Temukaka kintu atleast ka tata mukakoleremu business okusinga oziteka mumuntu atali mwetefutefu kubeera nakuwangaala na full stop watu. Akakazi kogera bubi nolwankubadde ekizibu ekyatukawo bambi kinene. Losing a child or a closed relative its a painful thing Rip deceased. Naye ka tata webaba tebaakasiima atleast mukakolere business kekulakulanye muleme kwononera sente ezo zona mubintu byokusindika.😭😭😭
Okitegela mkn abakazi tebamanyi kyebala namwomwana alabika siwuwe
naye banange mpulide maama agamba abade yadayo ewa fullstop please muwulize bulungi
Sb4 i can't wait to cry bambi 😭😭😭 rip naye tugumukirize bambi
Fullstop be strong dear
Until when is she the only woman in this world
SB4 i suggest just start building for him ahouse
It's the best option by the way
Wabula omugole omukyala tuyambe totuvaamu ku saawa ensembayo ndabanga atali steady
The lady changed her minds lets build for him ahome please 🙏
Point
Kitufu tuzimbe bwaaba yekyanze abakazi banji
Fullstop genda ofune omukyala omulala va kyoyo omusiru
Naye lelo i have understood that abantu abalina good ❤️bakyaliyo
Sb4 thx for your program, naye nze mbade tesa okukyala kubele simple nyo so si nga okwajula, tekyetagisa bintu binji nyo. Kuba even kilabika na ba family they r not ready
Omugole omukyala tayina mpisa nangyogera don't waste that money build the house for him and push him in his business, otherwise, it will end in tears OR mufuneyo obuntu obutono mwebaze maama kigwe
Wama
Kitufu
Nange kyendabye kilabika akakazi kayaaye
Mwebaze Mama omukazi adeyo ewa ba
Naye mukusoka sibweyali may be bamukyuusa tyming
God every one deserves to be loved and cared for, we are all beautiful in different ways🧐
Senga wa mukyala full tuyambe otuze ku muwala wo naye empisa ne njogera zero🤔🤔🤔
Bambi Allah abamalile bMikwano nange nsaba Allah amalile inshallah love you all guys thanks for the show Bambi we really appreciate it
Ameen
People can change🤔🤔🤔the way how we praised this lady banange..........oyp omukazi bamunyonyola everything hmmmm🤔.........that's y men no longer trusts us. Be strong Fullstop waffe mukwano
Afuune omukyala amujjamu
You are right bby
Nze gamba omukyaala just tayagala mukolo naye omwaamiwe amagala. I think she feels she want a secret marriage since the family knows his man.
Newunyiza yiiii the way how she is talking .
Bwekatalijilya oyinza osanga nga nomwana siwa fullstop
Fulls top akuuma lubugo lubaale mubbe
Omutu achuka anytime banange mugole please don't disappoint yoo man mbabi if you don't love him just talk
Naye nga omugole engeli jayogeralamu elaga tamwagala😢
My God🙏
Be ex bumusigude
Atubulire nga bukyali aleme tumalira budde, Mugole nyabo yogera totulwisa oba toyagala tufune omukyala omulala
Kitufu mwana gwe talina desplin gas
Bambi my man is scared of the ceremony. God is there for you Dan and the all support is there for you ssebo.
Wabula sb4 onseseza mpaayo ka like
Mutwale omwana ku musayi nga bambi obusente bwa fullstop tebunagenda bunji coz we may be here when even the child is not for him..That's my humble request SB4. BAMBI DAN..😂😂😂😂😂
Talk about it nga full stop alabilila wa mywala
Era full stop be careful
Bambi mukama taasa full stop wange
Yiiiiii bambi what I think omwana siwuwe gemazima
@@fashilahfalishah7409 kitufu bambi
Ebyokufirwa nga bize kubali nze maama simunya mukyalo bamanyi kilala ne mu kibuga bategeka bilala mugenda mutya okwanjula nga temunaba nakukyala ssenga tamanyi taata tamanyi musoke mwetwereze muje mukubajize maama omugole mumutwale atambuze ebintu nga oli wabawe
Nze kati nteesa sente muzongere kubyokuzimba, kuba emikolo gabeera masanyu, muzimbe enju kuba yo eberawo mpaka mpaka
.Bambi kataata 😥😥😥
but let's continues to pray all wil be well 🤲🤲🤲🤲🤲🤲Sincerely spoken munasonyiwa but omukazi munjjogera jjayogerra alabiika takyagala full stop if not nga family yamumugaaba
..muntu wawa gwe bakubako surprise yemikolo natasanyuka
Ekituufu my buganda abakyala wa ssenga ssenga nga mutuuteeyo ebaaluwa esaba okwanjula ssenga natwala ebbaluwa e wa taata ,taata nabawa olunnaku lwokwanjula mubutongole era banjulira wa taata si wa maama, naye nomukyala ayogedde mu bubi naye Dan guma Mukama ali wamu naawe
Ono omuwala nga alina omuzanyo my biseera bye bwatawere ajja kumaliriza abyejjusa byayogera
@@africanmoviereviews256 omuwala.talina njogerra yadde mukamwake
Erra am sorry to say this it may end in tears