Nyabo gwe maama wa Ssegirinya ffe tubadde tumanyi mutaban wo gwe tetukumanyi Sente zakusingide omwana wo mwena nga family muli baluvu nyo Oli maama kika ki gwe alowoza ku kisawe ekinene mbu jemuba mulaga nga mutaban wo ali mu diro??? Oli maama ki gwe???
Thank u big voice bino byakutegera
More protection to my president bobi wine in Jesus name amen ad fight hard mr update
Maama amanyi gononyesa akalulu nga manji ate oli mukalu nyoo 😮kasita buli mukazi ayina omwana omu mweyiye
😳😳😳😳😳😳 Bambi my president 🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏
Big voice sabura
Ono omukazi Alina engeri jyayogeramu nga muzibe waa SB4
Maama walemeledwa okuyimiriranga omuntu amazima gakubuze
Ma'ama wa segilinya nga olimukalunyo wazise omwana wo ku Sunday lelo lwa kubili osaba kalulu aka segilinya gwe wakamusabila leka abantu basalewo ate gwe tebakyakwesiga yade😭😭😭😭😭
Maama segirinya yatunze omwana we
Kati maama yanonya akalulu.mukama atusasire.
Ya mutunda mulamu lwe yakwata sente za Anita Among
MAAMA, GENDA. EWA. PUGGA. AKUWE. SSENTE. ZAMABUGO. OKUVA. MU. PARLIAMENT, GENDA. EWA. AMONG. AKUWE. EZA. INSURANCE.
M7 ne government ye bambi ne mpuuga bandiyimiridde mukuweerera abaana b'omugenzi. Kuba maama ali ku ludda lwa NRM.
😂😂Have liked your comment
Maama tatwasamila kuba ayagara byanfuna
Being money minded is the reword in tears 🤔
Yeeeeeeeee ensi enno 😢😢😢😢 ma'am it's not you to say such surely ok God is looking at you
Maama Segirinya twesonyuwe Segirinya abade omu yeka oyo gwoleta totuwanila
Naye mukazi ate gwe bakusiluwaziza bulala😂😂😂
Era ekyo kyikomye nze nomukazi wa hon.segirinya yali tamutugabagako kati kyivayo kyivevenga wabura family ya segirinya mwaswaziza hon.segirinya
Naye banange ono maama olemwa ee
Maama wa segirinya buzibukyi ekyakutuseko
Kowola mpuga
Abayambe abawe ku sente
NAYE ENO FAMILY TOGITEGERA
Maama wewumuzeko leka kuba mulalu nyo bwotyo lya sente zo
Kyogamba ffe bulijjo bwetufiirwa tusaba bantu batuwe oba ssegirinya nga tanagenda mu parliament mwali temulya.
Nze ansobede ate mukalu nyo
Bambi nga mulabye abaana obayisa obuubi. Mpuga agenda bayamba temuffayo kati court ya bantu kesaabe omukuleembeze ne foot soldiers babewumuzeko era bagyakwetonda effujjo elyabakoledwako. Okwo kwabadde kutuukiliza kilamo kya Segilinya
Ono maama yavudeko😂
It's so painfull to hear such😭
Mazima 😊
Sente zezibogeza
Tetusobola muwa kalulu genda mpuga alina ekyibina totumanyila
Mazima mama Mama mama Mama 💵
Omunanfusi bubi Nyoo kabavume family
Maama 😢😢
🤔🧏🏽♀️🤔😴😴😴😴
Bya mpunna abagalwa😢😢😢😢😢😢😢
Lumbuye oyo maama yeyazala omwana we mwogere byemwogera kibanga mwe mwina obulamu naye famillu mugyesonyiwe mwe yemuyina bwebabayita
Kale gwe oyogeza busiru
Nyabo gwe maama wa Ssegirinya ffe tubadde tumanyi mutaban wo gwe tetukumanyi
Sente zakusingide omwana wo mwena nga family muli baluvu nyo
Oli maama kika ki gwe alowoza ku kisawe ekinene mbu jemuba mulaga nga mutaban wo ali mu diro???
Oli maama ki gwe???
Bano aba family bali kubyanfuna 😂
Mbwamwe muringa na mazzi mwaasama muribasiru nyonyonyo bobi wine mumwesonyiwe musigare ne mpuga wamwe
Wewunze nyo oba gwe otulondera anada mubigere bya segirinya bino byabufuzi siso nyimbe zakiika. Ye nga oli kubwanguu nyo.
Tosiriwala kikazi gwe
Temutusiruwalirakompuga.aliwa.atetemumu.kumanyi.bobi.president.todamubatunuliratu.kwegayide
Maama watunze omwana
Sente zemwalide ziyambe abaana temutukabirira mbu olusuku lukalu tewa kozeseza bwongo kaba mpola genda ewa among mpuga
Nze Ono okyala mwewunyiza nakalulu asabye
Genda mpuuga akuwe ssente totwasamira.family yonna tugenda kujilaba kimafiya.ate era genda ewa mpuuga awe Alex card nomulaba nga agayuula amamwa
Nze ma'ama ansobede lwakyi tasose kwebuza kubakulubane yezise ku Sunday lelo asaba kalulu Ono ye mulalamunyo
Family aah
She has no side.eeeeeee ne week tenawela bagede mu parliament
OLOWOOZA. OBWA MP. BWABUSIKA?? OBA. OBWA PRESDENT.BWABUSIKA?? NYABO, MUGENDE. MWESIMBEWO, MU KUZIIKA. ABAANA. BA. SSEGIRINYA. BABADE. WA?? SINGA. TEYALI. BOBI.WINE. TEYAWA. SSEGIRINYA. CARD. SINGA. YALI KO. MP???
Kasita NUP mugyigobye mu byamwe kati mwagala ki?
Anti nup mbi tekyabavunanyizibwako
Muli bulungi ne gaverment ne mpuga
But this family is too poor in and out I'm sorry to say that but that's the truth
Temulifuna mukimanyi nti just abawagizi ba bobi wine nebwaba tabiliimu mwaliyambidwa naye omululu nokwebuza amagezi gavumenti eyambye bameka bemumanyi
😂😂😂
😃