Nga onatereza Kabaka Bulamu bino byolina okugoberera - Omulangira Jjuuko Munabuddu
ฝัง
- เผยแพร่เมื่อ 4 ก.พ. 2025
- Tubanjulira Omusomesa waffe @Omulangira Omuchwezi Mugoberere ku / @omulangiraomuchwezi
Tukyalireko ku kibanja kyaffe/website okumanya ebisingawo.
okumanyanokute...
Wewawo jaajja webale nyo mulangira jjuuko bwezza nyo dala❤❤❤❤❤🎉🎉
Wewawo bweza nyo bweza dala mulangila Jjuuko webale kutusomesa mukulu tusima ❤❤❤❤
Wewewo mulangira
Wewaawo Jjaja. Nsaba oyongele okutunyonyola emigenzo gya Kabaka okuviira ddala kukubikka paka kutuuka ku kuzimba enyumba ye.
❤
Bwezza bwezza bwa mukasa
Big up Omulangila Jjuko munabudu..
Wewaawo wewaawo Mulangira webale nnyo webalire ddala kutusomesa Ssebo ensonga zaffe eze'nnono 💯💯👏👏
Wewaawo, abasinga obunji bageta bugesi.
Tweyaziza nyooo nyooo omulangira obuwabuzi
Bweza nyo bweza dala🙏🙏🙏
Wewaawo tweyanziza otusomesa omulangila Juuko
Kyovolaba JB yagaana 😮😮omukola, yagamba mbu kati bulikimu kiganye okuteleela ate ongamba mbu tusimile kabaka bulamu 😀😀😀, taata empakka zakuyamba kukyempulidde wano
Taata webale kutwagala no kutulumililwa 🙏🙏 Mukama akuwangazze
Webale nnyo ssebo 🙏🙏 mulangira
wewawoo nyoo jaaja
Tweyazizza nyo mulangira okutusomesa
Wewawo tweyanziza nnyo taata omulangira jjuko
Bweeza nyo
Bweeza ddala jjajja 🙏🙏🙏
Webale kutuzala munange, nze nsimanyo emperezayo bambi❤
Bweza nyo
Bweza nyo ddala
Bweza
Bweeza nnyo omulangira Jjuuko
Wewo awo Ssalongo
Tuyanziza mulangira
Wewawo wewawo omulangira 🙏🙏🙏
Do you know get to omurangira Jjuko
Wewaawo bweza nyo
Tweyanzizza nyoo jajja
Wewawo bweza nyo bweza dala mulangila Jjuuko nsaba kwogelako nawe
Nze Kabaka bulamu anuma namutegera Naye Tampa bubaka kuki kyenina kola newebampa ebyogo nedagala okunaaba kyoka neyongera kusilana 😭
Nga olabye bambi!! Naye ebilooto byoloota byo ebyegendeleza?? Nekilala bwoba wamanya nti akuluma nobako jewebuzako bakugamba kukola ki?
Wewaawo taata bweza nyo bweza dala
Wewawo ssalongo bweza nyo webale nyo ssebo
Bweza nyo mulangira mbuza kabaka bwaba abanja nsoka kumubika nga sinasamira
Bweeza nyooo jajja mulangila, tusiima jajja mulangila kuba tusomye gemazima ela tuyizze nze katti sikyabibwa
Bweza nnyo.
Nsaba kuntagazamu ku songa ya kabaka bulamu kiliku mwana wange
Wangaala busajja Taata
Wewawo salongo tusiima emperezayo
Wewawo bweeza nyooo
Wewawo mulangira
Webale kutusomesa mulangira nsiima olwo kutuzibula masso
Omulangira,
Tusima nyo omulimu gwokolera egwanga ,
Nze nsimila daala ,Naye nsa kunambayo
Ekijjulo oyina wokigabulila oba ofumba nabewakka nemulya
Nsabaku ku nambayo
Jebaleko sebo mbuza jjaja bulamu Amanja wensituka nengenda etaanda okumusaba akakanye obusungu kiba kitya
👏👏👏
Bwezanyo bwezanyo bwajjajja mukasa
Ssebo Omulangira nange nsaba kwebuuza ko naye silaba contact zo.Ninza kufuna ntya ssebo
Jaaja webare kutusomesa.
Nsaba kumpa ku number yo, nsobole okunonyako.
Ur contact omurangira
T
Tuwe number yo
Tajigaba 😅😅